Wiki Luganda

Tukusanyukidde ku WikipediyaOmukutu guno gwa bwereere era buli muntu asobola okuteekako obubaka n'ebirowoozo ku nsonga ez'enjawuloKakaano mulimu ebiwandiiko 3,083 mu Luganda

    Guno gwe muko ogusooka ogwa Wiki y'Oluganda. Kaakano, Wikipedia eno erina abagikozesa batono, naye bw'oba ng'omanyi era ng'oyagala Oluganda, osobola okuyamba okuwandiika mu Wikipedia eno. Osobola okuwandiika empapula, oba okuvvuunula ezo eziri mu nnimi endala okuzizza mu Luganda, Osuubirwa okukyusa ebiwandiiko byonna ebiri mu Wikipedia y'Olungereza mu butuufu bwabyo.

Ekiwandiiko ky'olunaku

Olupapula Olusooka

Specioza Naigaga Wandira Kazibwe, munnayuganda omusawo omutendeke mu byokulongoosa ate era munnabyabufuzi. Omukyala ono era ayitibwa Nnaalongo olw'ensonga nti yazaala abaana abawala nga balongo. Yaliko omumyuka w'omukulembeze w'eggwanga Uganda okuva mu mwaka gwa 1994 okutuuka mu 2003.

Ye mukyala ku lukalu lwa Africa eyasooka okukoonola ekifo ky'obumyuka bw'omukulembeze w'eggwanga mu ggwanga eririna obwetwaze. Mu Gwomunaana, 2013, ssaabawandiisi w'ekitongole kya United Nations, Ban Ki-Moon yalonda Specioza okukulembera kaweefube w'okulwanyisa endwadde ya mukeenenya ku lukalu lwa Africa.

Ekifaananyi ky'olunaku

Ebiwandiiko ebirala ebinyuma

    Pulojekiti za Wikipedia mu nnimi z'Afrika

Afrikaans · Akan · አማርኛ · Bamanankan · Chi-Chewa · chiShona · chiTumbuka · Ɛʋɛ · Fulfude · Gĩkũyũ · هَوُسَ · Ìgbo · isiXhosa · Kinyarwanda · Kirundi · Kiswahili · Kongo · Lingala · Xitsonga · Malagasy · Oromoo · Sängö · seSotho · sePedi · Setswana · SiSwati · Soomaaliga · ትግርኛ · Tshivenda · Twi · Wolof · Yorùbá · Zulu ·

(Okulaba pulojekiti za Wikipedia mu nnimi endala, koona ku nnimi eziragiddwa ku kkono)
Ekibanja kya Wikipedia kimu ku ebyo ebitwalibwa (Wiki Foundation), ekitongole eky'obwannakyewa ekitwala ne pulojekiti endala eziwerako:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

SapporoSiriimuBuliisaPeruEbiseeraUgandaEnsibukulaTokyoAmerikaAmakumi asatu mu musanvuRwandaNorth AmericaYugandaMaliZimbabweJose ChameleoneMbwaNkoniPorto-NovoEkitangaalaBen Hill County, GeorgiaEbbombo nga EddagalaAmambulugga4Omusujja gw'ensiriLatviaEsther and EzekielHouston County, GeorgiaNsanyukira ekigambo kino lyricsEbyobuwangwaEkikataEmiramwa omusomesa gye yetaaga okuwa ebiragiro eby'ekibalangulo mu Luganda(the basic concepts a teacher needs to give mathematical instructions in Luganda)EssomabuzaaleGuineaEKIKA KY'EMPEEWOSsekabaka Mutesa IIJackie SenyonjoBebe CoolLisangá lya Bikólo bya Molɔ́ngɔ́Essomansonga(Logic)YaroslavlEkibabiro=Ekigambululo ekikwata omubabiro(Catchphrase)Baby GloriaBevis MugabiThe list of the titles of 77 Muwanga 's coming primers of Mathematics and Science in LugandaFololiiniJoyce BagalaPaulo MuwangaEbikolwaIbrahim SekagyaBaibuliNakapiripirit (disitulikit)EnkimaSouth AmericaEbyobuzimbeRema NamakulaMwendaEryokanga n’etonyaAkafubaKenya🡆 More