Ekirwadde Ky’ebola

Ebola virus disease (EVD) oba Ebola hemorrhagic fever (EHF) bwe bulwadde obuluma abantu nga buleetebwa akawuka ka ebola.

Obubonero bweyolekera wakati w'ennaku bbiri ne wiiki ssatu oluvannyuma lw'okulumbibwa akawuka akaleeta obulwadde buno, butandika n'ekifuba ekikalu, okulumizibwa mu binywa, no 'kulumizibwa omutwe. Kya bulijjo nti okukulukuta kwe nyiindo, okusesema, n'ekiddukano bigobelera, awamu n'okukendeeza enkola y' ekibumba n' ensigos. Mu kaseera kano, abantu abamu batandika okukulukuta omusaayi.

Ekirwadde kya Ebola
Classification and external resources
Ekifananyi ekyakubwa mu 1976 ekya ba naansi ababiri nga bayimiridde mu maaso ga Mayinga N., omulwadde wekirwadde kino; yafa nga wayisse enaku ntono oluvanyuma lwo o’kufuna ekikulukuto kyomusaayi mu mutima gwe.
Ekifananyi ekyakubwa mu 1976 ekya ba naansi ababiri nga bayimiridde mu maaso ga Mayinga N., omulwadde wekirwadde kino; yafa nga wayisse enaku ntono oluvanyuma lwo o’kufuna ekikulukuto kyomusaayi mu mutima gwe.
Ekifananyi ekyakubwa mu 1976 ekya ba naansi ababiri nga bayimiridde mu maaso ga Mayinga N., omulwadde wekirwadde kino; yafa nga wayisse enaku ntono oluvanyuma lwo o’kufuna ekikulukuto kyomusaayi mu mutima gwe.
ICD/CIM-10A98.4 A98.4
ICD/CIM-9065.8 065.8
DiseasesDB18043
MedlinePlus001339

Akawuka akaleeta ekilwadde kino osobola okukafuna singa okwatagana n' omusaayi oba amazzi agava mu mumu biri gwe kisoro ekirina obulwadde buno (naddala ekima oba ebinyira). Ekyokutambula kwo bulwadde buno nga buyitta mu mpewo kibadde tekina kakasibwa. Ebinyira bitebelezebwa okutambuza n'okusaasanya akawuka akaleeta ekirwadde kino . Singa abantu bafuna ekilwadde kino, basobola nabo okukisaasanya. Bakaawonawo abasajja basobola okukitambuza mu mazzi gekisajja okumara emyeezi ebiri. Okusobola okujanjaba ekilwadde kino, kyebakola, endwadde endala ezifanaganya obubonero nga Malaria, cholera n'endala ezigwa mu kowe lya viral hemorrhagic fevers zisooka kujibwaamu. Okukakasa obujanjabi, omusaayi gukeberebwa okunoonya akawuka kano antibodies, ekilwadde RNA, oba akawuka kenyini.

Okubwewala kuzingiramu okukendeeza kunsasana y'ekirwadde okuva ku nkima n'embizzi okutuuka mu bantu. Kino kisoboka okukolebwa okuyitta mu kwekebejja ensolo zino n'okutta ngabwetuziika emibiri jaazo singa zisangibwa nobulwadde buno. Okufumba obulungi e nyama n'okwambala ebizibaawo ngatukwaata kunyama kiyinza okuyamba ko, nga bwebambala ebizibaawo n' okunaaba engalo nga twetooloddwa ababtu abalina ekilwadde. Ebimu kummazi n'ebitundu by'omubiri okuva mubantu abakwatiddwa ekirwadde kino bilina okukwatibwa nobwegendereza.

Tewali bujanjabi butuufu obwekilwadde kino; kawefube owokuyamba abantu abakwatiddwa okilwadde azingiramu okubawa oral rehydration therapy (okunywa mazzi agalimu ekiwomerezze) oba intravenous fluids. Ekirwadde kittira ku sipiidi yawaggulu nnyo mortality rate: okusingira ddala wakati webitundu ataano n'ekyeenda kukikumi abo abakwatiddwa obulwadde. EVD yasooka kulabibwaako Sudan ne mu Democratic Republic of the Congo. Ekirwadde kisinga kubeera mu bitundu bya Sub-Saharan Africa. Okuva mu 1976 (lwe bwasooka okulabibwaako) okuyita mu 2013, wansi wabantu 1,000 buli mwaaka bebakwatibwa. Okulumbibwa akwakasinze obunene bwebuliwo kati mu 2014 West Africa Ebola outbreak, obukutte Guinea, Sierra Leone, Liberia kilabika ne Nigeria. Okutuuka mu gwomunaana 2014 abakwatiddwa abasoba mu 1600 be ba zuuliddwa. Kawefube akyaagenda mu maaso ow'okufuna vaccine; wabula, tewali kati.

Endagiriro

Ezenyongeza

Tags:

EkibumbaEnsigo

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Allen KaginaBrasilSão Tomé and PríncipeLungerezaMukunyuCharles BakkabulindiOkukoma okuzaalaBassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abeddaSwiidenEttalo(Septic arthritis)Tekinologiya w'Abaganda Abedda(Technology used by the ancient Baganda)Grania RubomborasFranc KamugyishaMichael EzraKibalirampuyibbiri(Integers)KenyaJudith BabiryeEkkajjolyenjovuEkibanduso (A Primer of Change)Molly Nawe KamukamaNtauliraAbu KawenjaEntebbeTokyoErinnya KabakaBbolomayini (Bromine)PythagorasKilimanjaroEquatorial GuineaEkirwadde kya CholeraBagandaHenry Oryem OkelloEMMANUEL COLLEGE KAZO, KAMPALAEmpewo eya kiwanukaEnsolo Lubbira(Amphibians)Mercyline ChelangatPolotozoowa(Protozoa)OsakaHope EkuduDjiboutiEnnandaLesothoBusingye Peninah KabinganiObubulwaCayinaMoroccoAlfonse Owiny-DolloTanzaniaEsigalyakagoloSouth AmericaObuwangaaliro obw'Obutonde(the natural environment)EritreaRepublic of CongoBoda-bodaNabulagala🡆 More