Wiki Luganda

Tukusanyukidde ku WikipediyaOmukutu guno gwa bwereere era buli muntu asobola okuteekako obubaka n'ebirowoozo ku nsonga ez'enjawuloKakaano mulimu ebiwandiiko 3,044 mu Luganda

    Guno gwe muko ogusooka ogwa Wiki y'Oluganda. Kaakano, Wikipedia eno erina abagikozesa batono, naye bw'oba ng'omanyi era ng'oyagala Oluganda, osobola okuyamba okuwandiika mu Wikipedia eno. Osobola okuwandiika empapula, oba okuvvuunula ezo eziri mu nnimi endala okuzizza mu Luganda, Osuubirwa okukyusa ebiwandiiko byonna ebiri mu Wikipedia y'Olungereza mu butuufu bwabyo.

Ekiwandiiko ky'olunaku

Olupapula Olusooka

Omweso guyinza okuba nga gwe gumu ku mizannyo gy'omu Uganda egy'edda ennyo egy'okwewummulizaako. Amawanga mangi gafaanana okuba nga gamaze emyaka bikumi na bikumi nga baguzannya. Omweso gye gwatandikira tewali amanyiddeyo ddala newankubadde nga waliwo abantu abawa ebirowoozo byabwe ku nsibuko yaagwo.

Ebirowoozo ebyo tebinnafuna bibikakasa mu ngeri ematiza buli muntu. Abatambuze n'abayizi b'ebifa ku mpisa z'abantu ez'obuwangwa, omweso bagusanga ne mu nsi zino eziri ku nkingi za Uganda: Kenya, Sudan, Congo,Rwanda, Tanzania, n'okweyongerayo mu Africa eya wakati. Abantu abamu bagamba nti omweso gwava mu nsi z'ebweru ne guyingira mu Uganda.

Ekifaananyi ky'olunaku

Ebiwandiiko ebirala ebinyuma

    Pulojekiti za Wikipedia mu nnimi z'Afrika

Afrikaans · Akan · አማርኛ · Bamanankan · Chi-Chewa · chiShona · chiTumbuka · Ɛʋɛ · Fulfude · Gĩkũyũ · هَوُسَ · Ìgbo · isiXhosa · Kinyarwanda · Kirundi · Kiswahili · Kongo · Lingala · Xitsonga · Malagasy · Oromoo · Sängö · seSotho · sePedi · Setswana · SiSwati · Soomaaliga · ትግርኛ · Tshivenda · Twi · Wolof · Yorùbá · Zulu ·

(Okulaba pulojekiti za Wikipedia mu nnimi endala, koona ku nnimi eziragiddwa ku kkono)
Ekibanja kya Wikipedia kimu ku ebyo ebitwalibwa (Wiki Foundation), ekitongole eky'obwannakyewa ekitwala ne pulojekiti endala eziwerako:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

KabwoyaEquatorial GuineaLipscomb County, TexasKlaipėdaMy inner beast(Omutima Gwefubitizi)EMMYEZIEddagala lya ulcers ez'omulubutoBowie County, TexasHarriet BusingeOlupapula OlusookaEssomampimo (Geometry)Frank KalandaIngrid TurinawePatience Nkunda KinshabaOmwenkanonkanoKotido (disitulikit)EssomabwengulaAamito LagumAisa Black AgabaGloria MuzitoForceKaboni (Carbon)Kalusiyaamu (Calcium)PeruEnjubaEmpalirizo(Force)GuineaBrusselsKasanvuHannz TactiqTom HollandBetty AmongiOkutabuka omutwe (Schizophrenia)Boyd County, KentuckyNakongezabwangu (Catalyst)Baltic SeaNational Forestry AuthorityBuwendaMutwalo gumuEsigalyakagoloKenyaOsakaEnnambaNooweBagandaMadagascarRachael KunguRose MwebazaAmakumi asatuEnnima ey'obutondeNampewo (the atmosphere)NnamusunaFrancis ZaakeEtheldreda Nakimuli-MpunguNnyaBukiikaddyoSsekabaka Mutesa IIAgnes AmeedeSpecioza KazibweAmakumi ana mu ssatu🡆 More