Aligebbula

Era Muwanga ayongedde okusosootola ng'atutegeeza nti essomabigoberero kitegeeza kye kimu ne aligebbula (EN: algebra).

Weetegereze:

(i) Essomabigoberero (study of the rules of arithmetic). Essomabigoberero (Algebra) ssomo lya bigoberero (rules or principles)

(ii) Okubalira (arithmetic) ly'ettabi ly'ekibalangulo erikwata ku bigoberero ebyetaagisa nga okola okubalirira okw'amangumangu.Okubalirira okwamangumangu kwetaagisa kugatta mangu, kwawuza mangu, kukubisa mirundi egy'amangu, n'okugabiza amangu.

Oli bw'akugamba nti "kola okubalirira okw'amangu" okivvuunula nti "do simple arithmetic". Mu kubaliria oba ekibalirizo tewetaagisa kkalaamu na lupapula wabula obalanguliza mu mulengera gwo (your mind). Okubalilira kulina kuba "kibalo kya mulengera (mental math).

Kino kitegeeza nti okusomesa omwana okubaliria kuba kumusomesa "kibalo kya mulengera" (mental math)oba ka tugambe nti "essomakubala ery'omulengera" (mental math).

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Akafuba bulwaddeCuritibaBeninVictoria NyanjuraDjiboutiKatumba WamalaEbyetaago by'Obulamu eby'Omulengera (the Mental needs of Life)GirimaneArua (disitulikit)OMWETANGOEssomabiramuOkusengekensonga okw'ekibalo(Mathematical logic)Donald TrumpAbalembawazi(Police officers)EssomamawangaKololiiniEddagala lya ulcers ez'omulubutoLithueeniaSenyigaEndwadde y’omutimaJosephine Nambooze omusajja omulalaEntaseesaEby'obutondeSophie GombyaNigerMwendaOlubuguumiriro lw'Enkulungo y'EnsiAkina Maama wa AfrikaAbantuAkafubaBeatrice Atim AnywarEssomabwengulaOmweziBagandaEbyamalimiroEbikolwaRed Hot Chili PeppersFreda Mubanda KasseVilniusEkirwadde ky’ebolaGloria MuzitoRigaEnnambaEkimuliBubirigiEssomampimo (Geometry)Herman BasuddeGhanaSudaaniRadoje DomanovićKalifuwaAlgeriaYokohamaNsanvuYoweri MuseveniGraves County, KentuckyKaggoSouth AmericaOmutwe ogulumira oludda olumuEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSIMexicoKigaliNepalThe Color Orange( Langi Ya Kakyungwa)Obuzimbe bwa atomu (the atomic structure)Bassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abedda(The Great Thinkers of Ancient Buganda)🡆 More