Mowzey Radio: Munnayuganda omuyimbi

Moses Nakintije Ssekibogo (25 Gatonya 1985 – 1 February 2018), amanyidwa nnyo nga Mowzey Radio, oba oluusi yayitibwa Moses Radio, yali muyimbi munayuganda.

Mowzey Radio
Amanya: Moses Nakintije Ssekibogoh
Yazaalibwa Nga: 25 Ogusooka 1985
Yafa Nga : 1 Ogwokubiri 2018

Yazaliwa jinja,musoga

Ye awamu ne muto wa Jose Chameleone amanyidwa nga Weasel Manizo (amanya amatuufu Douglas Sseguya), bebaali abasanyusa abenkizo mu kibiina kya Goodlyfe. 

Career

Radio yafulumya oluyimba lwe olusooka lweyatuuma "Tujja Kuba Wamu" mu 2004 bwe yali akyaali muyizi e Makerere University gye yatikirwa diguli mu psychology. Mu 2005 yegatta ku Leone Island Music Empire. Yatandika nga omuyimbi wa backup ya Jose Chameleone. Backup yagiyimba ne Weasel. Mu mwaka gwegumu 2005 yasobola okufulumya oluyimba lwa reggae lweyatuuma "Jennifer". Akatambi ka video ka oluyimba luno kakolebwa munayuganda promoter DJ Erycom.

Mu 2006, Mowzey Radio yafulumya aluyimba olulala lweyatuuma "Sweet Lady", olwayagalwa nnyo banayunganda nelumusobozesa okwongera okumanyibwa. Mu gw'ekumi 2007, Mowzey Radio, Weasel ne Jose Chameleone batambula mu United States ne Caribbean. Naye bwebadirayo eka, Radio ne Weasel bali bafunye obutakaanya ne Chameleone. Era oluvanyuma lw'enkayana wakati w'ababiri bano ne Chameleone, baava mu kibiina kye ne batandikawo Goodlyfe Crew. Goodlyfe Crew yafuuka ya ttutumu. Yafulumya akayimba akasooka akayitibwa "Nakutadata", ne kudako "Ngamba" n'obulala bungi. Goodlyfe Crew yayimbirawamu n'abayimbi bangi okwali Rabadaba mu luyimba "Ability", olwafulumizibwa producer Just Jose.

Mowzey Radio yakolagana nabayimbi bangi aba Uganda ne ensi z'ebweru era nawangula awaadi nyingi and mwemwali ne BET nominations.

Radio ne Weasel bayimba enyiba nyingi nga: "Ability", "Akapapula", "Bread and Butter", "Hellenah" ft David Lutalo, "Juice Juicy", "Lwaki Onnumya", "Magnetic", "Mr DJ", "Mukama Talya Mandazi", "Ngenda Maaso", "Nyambula", "Nyumbani", "Obudde", "Potential", "Sitaani", "Zuena", ne "(Tukikole) Neera", olwakyaaka enyo ku maleedio ne terefayina mu Africa mu mwaka gwa 2014.Template:Citation needed

Ebirala Ku Bulamu Bwe N'Okufa

Radio yafa nga 1 Ogwokubiri 2018 ku Case Clinic e Kampala, Uganda, oluvanyuma lw'omusaayi okutonya ku bwongo. Ennaku ntonoko emabega, Radio yafuna obuzibu ku bwongo oluvanyuma lwokufuna obutakaanya ne Maneja w'ebbaala lya Da Bar e Entebbe ekyavirako kanyama omu omukuba wansi nalumizibwa bubi nyo. Nya 21 ogusooka, Radio yayiira abantu mu bbaala omwenge gwa Black Label maneja, ayitibwa Egesa, gweyamugulira. Egesa yamulagira afulume, naye olwerema nalagira bakanyama okumufulumya ku kifuba. Yaziikibwa e Nakawuka mu Wakiso District.

References

Tags:

Mowzey Radio Yazaliwa jinja,musogaMowzey Radio CareerMowzey Radio Ebirala Ku Bulamu Bwe NOkufaMowzey Radio

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Kolera ndwaddeEnsibukulaMowzey RadioOkukola ebyotoEnsekkatiKendaFrank KalandaEddagala lya ulcers ez'omulubutoDorcus InzikuruObulwadde bwa AnthraxFranc KamugyishaKeriyaamu (Herium)OmutubaAmaanyiHannz TactiqLukumiEunice MusiimeUndercover Brothers UgShilla Omuriwe BuyungoDdagala eriyitibwa Mwambala zitonyaPrincess Elizabeth of TooroEbyobuzimbeMolingaENNAKU MU SSABIITIGautama BuddhaBaltic SeaYugandaMariam NaigagaBowie County, TexasEkigerageranyo (Rate)Enseke n’ekifu ku maasoSão Tomé and PríncipeSantiago, ChileEbyetaago by'Obulamu eby'Omulengera (the Mental needs of Life)Ebitontome bya Charles Muwanga ebya SayansiCatherine Samali KavumaRonald ReaganEstoniaAmelia KyambaddeEkigoberero kya AkimeediziLipscomb County, TexasEmpisa ez'Obuntu(Morals)AligebbulaZahara NampewoLesothoEssomabiramuKifabakaziMoses AliKabwoyaOmuntuKololiiniWalifu y'OlugandaBurundiDenimaakaNigeriaKabojjaLibyaHarriet BusingeEthiopiaCleopatra Kambugu KentaroObunnafu mu mubiriEMMYEZI🡆 More