Schizophrenia Okutabuka Omutwe

Enfaanana y’obulwadde buno

Kino kitegeeza okukyankalana kw'obwongo[[1]] bw'omuntu, ekireetawo embeera y'okukola ebikolwa eby'ekiralu, n'obutalaba bintu mungeri ya bulijjo. kino kijja n'ebintu ng'okuba n'ebirowoozo ebifu (ebikyamu), okulowooza okw'ekifuula nnenge ,okuwulira amaloboozi ag'enjawulo n'ebirala.

Okuwunga okw'engeri eno kujjawo olw'ensonga ez'obuzaale oba olw'embeera ey'ebintu ebiba bitwetoolodde, nga ku bino kuliko okunywa enjaga, endya embi naddala eri oyo ali olubuto, okubeera ennyo awali ebiwoggana, wamu n'okukwatibwa endwadde ezimu enkambwe.

Okukebera n’obubonero

Okukebera endwadde eno basinziira ku bubonero obuba ku mulwadde, ssaako ebyo ebiba bizze bimutuukako. Kyokka era mu kukebera obulwadde buno n'obuwangwa bw'omulwadde butera okufiibwako ennyo.

Obujjanjabi

Obujjanjabi obusinga okukozesebwa ly'eddagala erikkakkanya ku bwongo bw'omutabufu w'omutwe eriyitibwa antipsychotic medication nga kw'otadde n'okulyowa omwoyo gw'omulwadde. Kyokka embeera bw'erema bakyayinza okukozesa ne ku ddagala eriyitibwa Clozaphine.

Mu 2013, abantu abaateeberezebwa okuwera obukadde abiri mu obusatu 23million)baazuulibwa n'obulwadde buno. Abantu ebitundu abiri ku buli kikumi (20%) bawona era ne batereera. Kyokka ng'ebizibu nga: obutaba na mirimu, obwavu, wamu n'obutabaako we babeera byeyolekera nnyo ku bantu abo. Obuwangaazi bw'abalwadde ab'ekika kino buli wakati w'emyaka kkumi n'abiri mu etaano.

Tags:

Schizophrenia Okutabuka Omutwe Enfaanana y’obulwadde bunoSchizophrenia Okutabuka Omutwe Okukebera n’obuboneroSchizophrenia Okutabuka Omutwe ObujjanjabiSchizophrenia Okutabuka Omutwe

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Amakumi abiri mu ssatuKookolo w'EkibumbaOlubuguumiriro lw'Enkulungo y'EnsiZambiaAnita AmongOkwekuumaBulungibwansiObulwadde bw'Obutalaba biri walaAustralia (ssemazinga)AloiOkukola ebyotoEnkakaKyankwanzi (disitulikit)Manafwa (disitulikit)Napooleon BonapatTtiimu ya Vipers SCYoweri MuseveniAmasannyalazeBakitiiriyaMaliEmbizziKamwenge (disitulikit)Irene MuloniKayunga (disitulikit)Omubalanguzi(mathematician)Ennyingo(Terms, nomials)TanzaniaAdolf HitlerAllen KaginaEmpalirizo esikira mu makkati(Centripetal force)Yei Joint Stars FCOLWEZAEngozo n'Engolo(Cams and Cranks)Bakakensa ba Buganda abedda (the Scientists and Philosophers of ancient BugandaEkimuliNwoya (disitulikit)Jessica AlupoEbikolwaTunisiaEthiopiaIngrid TurinaweNabudde (Unit of time)EnkokoChileENTOBAZILithueeniaCameroonKilimanjaroKinshasaThe concepts necessary for Luganda discourse on the science of electricityBen TreOkulima ebitooke ebyomulembeNnaabagereka Sylvia owa BugandaFreda Mubanda KasseEnvaEMMYEZIEnjubaEritreaAlice KaboyoEnyanjula y’EntobaziIan WrightGautama BuddhaFrancis ZaakeObunnafu mu mubiriRomeEddiini ya BugandaEntaba-wordsNTV Uganda🡆 More