Farouk Miya

 

Farouk Miya yazaalibwa nga 26, mu gw'ekuminoogumu mu1997, nga munayuganda azannya omupiira gw'ensiimbi ng'omuwuwuttanyi agenda mu maaso mu kiraabu ya Caykur Rizespor ey'ekibinja ekisooka ekya TFF, ne ttiimu y'eggwanga lya Uganda.

Kiraabu z'azannyidde

Mu 2016 ogwolubereberye, kyalangirirwa nga Miya bweyali agenda okwegata ku kiraabu Belgium, Standard Liege ekyawandikibwa okubeera diiru y'obwazike okuva mu kiraabu ya Uganda eya Vipers.Standard Liège yafuna okuwereza kwe ku muwendo gwa doola 400,000 eza ssente za Amerika.

Nga 31 mu gwolubereberye mu 2017, Miya yasindikibwa ku banja mu Royal Excel Mouscronpaka sizoni ng'ewedde.

Mu gwokubiri mu 2018, Miya baamwazika Səbail FK, gyeyalina okuva kunkomerero ya sizoni ya 2017–18.

Nga 20 mu gwomunaana mu 2019, Miya yateeka omukono kundagaano ya myaka esatu ne ttiimu ya Konyaspor eya liigi ya Butuluuki eyawagulu. Yabasambira omupiira ogusooka oluvannyuma lw'enaku taano nga battunka ne Galatasaray ku kisaawe kya Türk Telekom Stadium.

Yeegata ku kiraabu y'ekibinja kya TFF ekisooka eymannyikiddwa nga Çaykur Rizespor kundagaano ya myaka ebbiri mu ogw'omusanvu mu 2022.

Ku mutendera gw'ensi

Miyay yasambira ttiimu y'eggwanga lya Uganda omupiira gwe ogwali gusooka nga 11 mu gwomusanvu mu 2014 nga battunka ne Seychelles.

Bwazze akola mu gy'abadde azannyira

Ku mutendera gw'ensi

Template:Updated

Emirundi gy'azannye ne ggoolo z'ateebye ku ttiimu y'eggwanga wamu n'omwaka
Ttiimu y'eggwanga Omwaka Emirundi gy'azannye Ggoolo z'ateebye
Uganda 2014 9 2
2015 15 8
2016 11 3
2017 9 1
2018 5 4
2019 7 1
Omugate 56 19
    Olukalala lulaga ggoolo n'ebivudde mu mipiira gya Uganda nga zigatiddwa okusooka , olunyiriri lulaga buli ggoolo Miya gy'ateebye. Olukalala lulimu ggoolo ezitali ntongoze.
Olukalala lwa ggoolo z'ensi eziteebeddwa Farouk Miya
No. Enaku z'omwezi Ekifo oba ekisaawe gybaali Gwebaali bazannya Omuwendo Ebyavaamu Empaka
1 11 July 2014 Lugogo Stadium, Kampala, Uganda  Seychelles 1–0 1–0 Gwali gwa mukwano
2 9 November 2014 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Ethiopia 3–0 3–0 Gwali gwa mukwano
3 25 March 2015 Godswill Akpabio International Stadium, Uyo, Nigeria  Nigeria 1–0 1–0 Gwali gwa mukwano
4 20 June 2015 Amaan Stadium, Zanzibar City, Tanzania  Tanzania 3–0 3–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'amawanga ga Afrika eza 2016
5 17 October 2015 Nakivubo Stadium, Kampala, Uganda  Sudan 2–0 2–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'amawanga ga Afrika eza 2016
6 25 October 2015 Khartoum Stadium, Khartoum, Sudan  Sudan 2–0 2–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'amawanga ga Afrika eza 2016
7 12 November 2015 Stade de Kégué, Lomé, Togo  Togo 1–0 1–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'ensi yonna (World Cup) eya 2018
8 15 November 2015 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Togo 2–0 3–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'ensi yonna (World Cup) eya 2018
9 3–0
10 24 November 2015 Awassa Kenema Stadium, Awassa, Ethiopia  Zanzibar 1–0 4–0 Empaka z'omwaka gwa 2015 ezetabwaamu amawanga g'omubuvanjuba ne masekati ga Afrika oba ziyite CECAFA
11 2–0
12 30 November 2015 Addis Ababa Stadium, Addis Ababa, Ethiopia  Malawi 1–0 2–0 Empaka z'omwaka gwa 2015 ezetabwaamu amawanga g'omubuvanjuba ne masekati ga Afrika oba ziyite CECAFA
13 19 January 2016 Umuganda Stadium, Gisenyi, Rwanda  Mali 2–1 2–2 Mpaka ezizannyibwa abazannyi abagucangira mu liigi z'ewaka mu mwaka gwa 2016.
14 4 September 2016 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Comoros 1–0 1–0 Kunsusula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ekyetabwamu amawanga ga Afrika (AFCON) mu mwaka gwa 2017
15 12 November 2016  Congo 1–0 1–0 Okusunsula abaali bagenda okwetaba mu kikopo ky'ensi yonna oba giyite World Cup ya 2018
16 8 January 2017 Armed Forces Stadium, Abu Dhabi, United Arab Emirates  Slovakia 2–0 3–1 Gwali gwa mukwano
17 25 January 2017 Stade d'Oyem, Oyem, Gabon  Mali 1–0 1–1 Empaka ezeetabwamu amawanga ga Afrika (AFCON) eza 2017
18 2 June 2018 Stade Général Seyni Kountché, Niamey, Niger  Niger 1–2 1–2 Gwali gwa mukwano
19 13 October 2018 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Lesotho 2–0 3–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu mpaka ezezaanyibwa amawanga ga Afrika oba AFCON wa 2019
20 16 October 2018 Setsoto Stadium, Awassa, Lesotho 1–0 2–0 Ez'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu mpaka ezeetabwamu amawanga g'okulukalo lwa Afrika (AFCON) eza 2019
21 2–0
22 15 June 2019 Zayed Sports City Stadium, Abu Dhabi, United Arab Emirates  Ivory Coast 1–0 1–0 Gwali gwa mukwano

By'awangudde

Standard Liège

Ebijuliziddwa

Tags:

Farouk Miya Kiraabu zazannyiddeFarouk Miya Ku mutendera gwensiFarouk Miya Bwazze akola mu gyabadde azannyiraFarouk Miya ByawanguddeFarouk Miya EbijuliziddwaFarouk Miya

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

OLWEZARwashaAmazziEssomampimo (Geometry)Endwadde y’omutimaNamba enzibuwavu(Complex numbers)Betty Oyella BigombeButurukiEbirogologoObuwakatirwaAlfonse Owiny-DolloOkuyimba mu UgandaGrania RubomborasBalubaale(the Departed Thinkers/Wisepersons of Buganda)YitaleLumonde awusseAlgeriaMbazziDjiboutiOKULUNDA EBYENYANJAOlupapula OlusookaAligebbulaYugandaLugandaBagandaEkirwadde kya CholeraNtauliraChileEkirembewazo n'ekirembewazi(Police Department and Police Station)MbwaPeruObuwangaaliro obw'Obutonde(the natural environment)TanzaniaBetty NamboozeEbyawuziBukwa (disitulikit)KakiraRakaiCharles BakkabulindiZzaabuJapanSouth AmericaKookolo w'EkibumbaAgnes NandutuAisha SekindiSouth AfricaOmumbejja Elizabeth ow'e TooroEnnima ey'obutondeEleanor NabwisoMasakaEby'obutondeEssomabuzaaleBobi WineMozambiqueKakiriRomeNorth AmericaENNAKU MU SSABIITIKkalwe (Iron)ChemistryMichael Ezra🡆 More