Zzaabu

Gakuweebwa Charles Muwanga !!!Akaziba ka Zzaabu era kayitibwa Atomu za Zzaabu (Gold atom) mu Luganda .

Zzaabu (Gold) :

•akabonero : Au

•namba y'akaziba : 79

•Kiva mu kya lulattini aurum (zaabu). Mu kigereeso ky’abalooma, Aurora yali lubaali w’obudde obuwungeera (dawn)—nga olubaale lultunul nga kkala ya zaabu.


Akaziba ka Zzaabu kazitowa nnyo okusinga aka kkalwe, nga zaabu alina obukontanyo 79 n’obusannyalazo 79 mu buli kaziba(atomu).

Zzaabu muzito nnyo, ensonga lwaki emirangaatira gy’enjuba emimyufu tegisobola kumutondekawo okuyita mu “ngattiso za nyukiriya” (nuclear fusion). Engeri yokka ey’okutondeka zaabu nga omulangaatira gw’enjuba omumyufu gubwatuka okufuuka semufu (supanova).

Kino bwe kibaawo, tempulikya eziba waggulu ennyo mu kubwatuka, nga tempilikya zino ziba mu bikumi na bikumi bya bukadde bwa ddigiri, ziwaliriza atomu z’enjuba okwegattika awamu ne zitondekawo zaabbu ne atomu endala enzito ennyo nga yulaniyaamu. Zzaabu yenna mu bwengula yatondekabwawo mu kubwatuka kwa semufu kuno.

Kubanga zaabbu mugumu nnyo okukola, mu bwengula mulimu zaabbu mutono ddala okusinga bwe guli ne atomu eziwewuka nga k-mazzi, kaboni oba sirikoni. Olw’okuba zaabbu alabika bulungi, atwalibwa okuba nga wa muwendo nnyo.

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Amateeka agafuga Empandiika y'OlugandaKAYAYANAPatience Nkunda KinshabaEbika by’ettakaMukenenyaRepublic of CongoLungerezaNamba ez'Omugerageranyo(Rational NUmbers)EkikataAdonia KatungisaAllen KaginaTito OkelloKabaka wa BugandaKkopa (Copper)Kizuna AIEbyetaagisa okukuza ebirime (Conditions for growth of Crops)BakonjoOkukola obulimiro obutonoOlukusenseOkusogola omwengeRobin van PersieSeychellesAsiaBuwengeStella Isodo ApolotEbitontome bya Charles Muwanga ebya SayansiNzikiriza ey'eNiceaJessamine County, KentuckyEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSIEbyafaayo bya UgandaChileEYAABWEEnsibukulaObwakalimageziSafina NamukwayaEbiseeraRadoje DomanovićOmujaajaEmuDenis Obua (omukubi w'omupiira)Akasana ddagala eri abalwadde ba pulesaKabarole (disitulikit)ObuwakatirwaObulamu obw'Enjawulo (Biodiversity)Santiago, ChileKizza BesigyeEnnambaTanzaniaEkipulukoBuikweIvory CoastImmaculate AkelloEssomero lya Française Les Grands LacsKatumba WamalaSayansi w'EbyamalimiroAlgeriaBako Christine Abia🡆 More