Damilola Odufuwa

Damilola Odufuwa munaigeria era nga y'omu kubakungu ba bizineensi emu wamu n'okulwanirira eddembe ly'abantu.

Y'akulira eby'enpuliziganya ku bifulumizibwa ku She is mu Binance Africa okuva mu mwezi ogw'okusatu 2022. Y'omu kubatandikawo era akulira Backdrop ng'era y'omu kubantandika Feminist Coalition. Y'omu kubatandikawo Wine & Whine.

eby'okusoma

Damilola Odufuwa yafuna BSc. mu by'ensimbi nga mu mwaka gwe ogwali gusembayo yakola alipoota ku ngeri y'okuyambamu bamufuna mpola n'ensimbi n'okulakulanya abantu abali mu bwavu (Microfinance Schemes on Alleviating Poverty) mu 2012 okuva mu University of Kent. Yafuna diguli ey'okubiri mu by'ensimbi n'okulakulanya eby'enfuna mu 2013 okuva mu University of Kent.

Eby'emirimu

Damilola Odufuwa yatandika okukola ku MTV Shuga gyeyava n'agenda ku National Geographic gyeyakolera ng'ali kundagaano y'okubeera nga y'avunaanyizibwa ku bifulumizibwa okuva mu mwezi ogw'omusanvu 2019 okumala omwezi gumu. Yakolako ng'akulira ebisunsulibwa mu ZUMI wakati wa 2018 paka 2019. Damilola yaliko eyali avunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku CNN Africa. Yakolako ng'avunaanyizbwa ku bifulumizibwa ku Konbini ne Zikoko. Y'akulira eby'emirimu ku 'Backdrop' nga guno mukutu gwa yintaneeti, y'omu kubagutandikawo 2020 ne Odunayo Eweniyi, ng'omukutu guno guleetera abantu okuzuula n'okugabana ebifo eby'etolodde ensi yonna. Y'omu kubatandiakwo Feminist Coalition an ekibiina ekiyambako abantu nga kirina ebirubirirwa by'okulaba ng'abakyala babeera n'obwenkanyi mu bitundu by'eNigeria.. Y'akulira eby'empuliziganya mu bifulumizibwa munsi yonna mu Binance Africa okuva mu mwezi ogw'okusatu mu 2022.

By'awereddwa

Damilola Odufuwa yali omu kubaali ku kulukalala lw'abakyala 12 abakulembezze abakyusa ensi mu mu 2020 olw'akolerwa British Vogue. Yaliko ne kulukalala lwa 2021 olwa Times Next 100 list. Damilola yeyawangula ekirabo kya 2020 ekta 'The Future Awards Africa Prize' olw'okukulembera enteeseganya 'Leading Conversations'. Yatekebwa mulukalala lw'abantu 50 abasinga okukyusa bizineesi munsi yonna mu 2022 owa Bloomberg .

Byalwaniridde

Damilola Odufuwa ne Odunayo Eweniyi baatondawo ekibiina kya Feminist Coalition, ekisa esira mu kulwanirira eddembe n'obutebenkevu ly'abakyala, mu by'enfuna, okwetaba mu by'obufuzi bya Nigeria. Mu pulojekiti y'abwe eyasooka, ekitongole kyakwasizaako '#EndSARS' abantu webataali bamativu ekyatambula Nigeria mu 2020 nekitambuza emere mu famire z'abakyala bamufuna mpola .

Eby'okukeberwamu

Tags:

Damilola Odufuwa ebyokusomaDamilola Odufuwa EbyemirimuDamilola Odufuwa ByawereddwaDamilola Odufuwa ByalwaniriddeDamilola Odufuwa EbyokukeberwamuDamilola Odufuwaen:Binanceen:Feminist Coalition

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

The CarpentersBenon MugumbyaMichael EzraHerman BasuddeKakadde kamuKilimanjaroEKIKAKALAVayiraasiCayinaAnita BerylMooskoDenis Obua (politician)Joshua Wanume KibediJose ChameleoneBeti Kamya-TurwomweAppling County, GeorgiaFololiiniKibingo, YugandaNabulagalaAmakumi ana mu mukaagaOliver AciiIdi AminRuth TumaLubugoSeriyaamu (Cerium)KololiiniEddagala erigema omusujja gw’Omu byendaPike County, OhioHima, USAEkibalanguloKeturah KamugasaBbuulweObulungi bw'entangawuziEssomanjatulaKkalwe (Iron)GatonnyaBupooloEritreaOlunnyonnyolo(Circumlocution)Ebirwaza(Diseases)MauritiusRwandaJessica AlupoTito OkelloMiss UgandaKadimiyaamu(Cadmium)Mulago National Specialised HospitalEbinnyonnyozo bya Kyebiriga (the properties of Sqaures)Ssekabaka Daudi Cwa IINorbert MaoEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSILawrence County, KentuckyOkukkiriza KunihiraMowzey RadioOkukoma okuzaalaLukumiOmusujja gw’omu byendaRwashaNigeriaRaphael MagyeziKokeyiniDjiboutiKisoroSudaaniJackie AkelloBakakensa ba Buganda abedda (the Scientists and Philosophers of ancient Buganda🡆 More