Melia Likoswe Douglas

 

 Mulamuzi

Mmeeya w'ekibuga Zomba

Yasikira Christopher Jana

Kkansala Waadi ya Wakati

Yazaalibwa Melia Likoswe Douglas

Ekibiina ky'obufuzi. Democratic Progressive Party

Melia Likoswe Douglas Mukyala nzaalwa ya ggwanga lya Malawi ate nga munnabyabufuzi ow'ettutumu eyali mmeeya w'ekibuga Zomba ow'omusanvu ekibuga kya Malawi ekisinga obukadde wakati w'omwezi gwomwenda 2015 n'ogwokusatu 2017. Yalondebwa mu kifo ekyo ng'asikira Joana Ntaja eyali afudde mu gwokusatu 2015 eyafuuka omukyala ow'okubiri okulya ekya mmeeya mu kibuga ekyo. Nga tannafuna kifo kino, yali kkansala mu kibiina kya Democratic Progress Party (DPP) mu masekkati ga waadi ya Zomba.

Emirimu

Douglas yakola nga kkansala wa waadi ya Zomba wakati mu kibuga. Yalondebwa okubeera kkansala wa Malawi mu Gavumenti z'ebitundu mu gwomunaana 2015 mu kalulu k'envuunula bibya. Mu kufa kwe gwe yasikira, Douglas yalondebwa bakkansala banne ku lukiiko lw'ekibuga Zomba ku bwa mmeeya mu gwomwenda 2015.

Laba na bino

Ebijuliziddwa

Emikutu gy'awabweeru

Tags:

Melia Likoswe Douglas EmirimuMelia Likoswe Douglas Laba na binoMelia Likoswe Douglas EbijuliziddwaMelia Likoswe Douglas Emikutu gyawabweeruMelia Likoswe Douglas

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Bukwa (disitulikit)Jose ChameleoneObwongo (the Brain)Essomero lya Rubaga CommunityLeni ShidaOKULUNDA EBYENYANJAZzaabuNatasha Shirazi, omuwandiisi w’ebitaboCaroline Amali OkaoBukiikaddyoBuyonaaniBettinah TianahJinjaBetty Oyella BigombeKolera ndwaddeMasakaSeychellesMercyline ChelangatMr LengsBassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abedda(The Great Thinkers of Ancient Buganda)BwizibweraEttalo(Septic arthritis)Otema AllimadiBreinigerbergSenzito(Metric Tons)Peace ButeraAisa Black AgabaMusanvuHamis KiizaOkulima kasooliEnergyObulwadde bw’ekiwangaVladimir PutinMariam NajjembaOkulima ebitooke ebyomulembeEquatorial GuineaPikachuAgnes NandutuMabira ForestBagandaMuteesa I of BugandaNabulagalaEvelyn AniteJackie ChandiruKampalaEby'obutondeOkubalaThe concepts necessary for Luganda discourse on instincts(Engerekera)Adolf HitlerEkitangaalaEritreaNigerEkirwadde kya CholeraAmateeka agafuga Empandiika y'OlugandaCatherine ApalatAmakumi asatu mu nnyaBakitiiriyaMolly Nawe KamukamaEMMANUEL COLLEGE KAZO, KAMPALAZari HassanMorocco🡆 More