John Bowes Griffin

Griffin yazaalibwa nga 19 Ogwokuna 1903.

Obulamu bwe obwasooka

Ye yali omutabani yekka owa Charles James Griffin, eyaweerezaako nga omulamuzi omukulu owa Gibraltar, eyali akulira kooti enkulu eya chief justice of the Leeward Islands, era omulamuzi omukulu owa Uganda.

Griffin yasomera ku ssomero lya Clongowes. Yasomera ku Yunivasite ya Dublin University Gyeyattikirwa Diguli mu masomo ga atisi erya Master of Arts ne Diguli mu mateeka eya Doctor of Laws ne Cambridge. Mu 1926 yayitibwa mu kitongole kyabakugu mu mateeka n'abalamuzi ekiyitibwaInner Temple

Ebifo bye yaweerezaamu mu kisaawe ky'amateeka

Oluvanyuma lw'okuyitibwa kwe, mu 1927, Griffin yalondebwa nga omuddukanya w'emirimu mu Uganda. Mu1929, yalondebwa ku bwa addirira omukungu wa Disitulikiti era omukuumi w'empapula mu kooti enkulu. Mu kusooka kw'okmwaka 1930, yalondebwa nga munnamateeka era mu kifo ekyo yakola nga addirira Ssaabawolereza wa Gavumenti era nga ssabawaabi wa Gavumenti mu biseera ebitali bimu. Yalondebwa ku bwa Ssabawaabi wa Gavumenti ye Bahamas mu (1936–39), nga akola nga Gavana era nga Ssaabalamuzi mu biseera ebitali bimu. Yafuulibwa munnamateeka wa Kabaka nga akyaweereza mu Bahamas.

Mu 1939, yalondebwa kubwa addirira Ssaabawaabi mu Palestine. Ku nkomerero ya Ssematalo owookubiri, yalondebwa okubeera Ssaabawolereza wa Gavumenti ya Hong Kong okutuusa mu 1951.

Mu 1952, Griffin yakomawo mu Uganda nga Ssaabalamuzi era yaweereza mu kifo ekyo okutuusa okuwummula olw'embeera ye ey'obulwadde mu Gwekkumi ne biri 1956. yafuulibwa omulwanyi mu 1955.

Emirimu emirala gye yakola ng'awummudde

Griffin yakola nga Ssabalamuzi wa Northern Rhodesia (kati eyitibwa Zambia) mu1957. Okuva mu 1958 okutuuka mu 1962, yaweereza nga omwogezi w'olukiiko olukulu olwa egislative Council mu Uganda (olukiiko mugandawe Alice lweyaliko nga omukyala eyasookako mu 1954), era okuva mu 1962 okutuuka mu 1963 nga mwogezi wa Paalamenti ya Uganda oluyitibwa Ugandan National Assembly.

Yafulibwa omuduumizi wa ekibiina kya Venerable Order of St John mu 1960.

Yalondebwa mu bifo eby'enjawulo mu Afirika okutuusa ku luwummula lwe mu 1965.

Okufa kwe

Griffin yawummulira mu kifo kya Sliema, Malta nga yabeera mu kitundu kya Tigne Sea Front.

Yaffa nga 2 OgwokubiriFebruary 1992.

Ebiwandiiko ebirala

Boase, Alice, When The Sun Never Set: A Family's Life in the British Empire,   (A Biography of the Griffin family)

Ebijuliziddwamu

 

Tags:

John Bowes Griffin Obulamu bwe obwasookaJohn Bowes Griffin Ebifo bye yaweerezaamu mu kisaawe kyamateekaJohn Bowes Griffin Emirimu emirala gye yakola ngawummuddeJohn Bowes Griffin Okufa kweJohn Bowes Griffin Ebiwandiiko ebiralaJohn Bowes Griffin EbijuliziddwamuJohn Bowes Griffinen:Chief Justice of the Leeward Islands

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

SudaaniOkuwugaEquatorial GuineaKeriputooni (Crypton)EkigereRwashaAstrakhanZzaabuOLubugumu = Oluyengo (Radiation)Nelson MandelaEBISOKOSão Tomé and PríncipeAmabwa wakati wenjalaEddagala erigema olukusenseEryokanga n’etonyaAmakumi asatu mu bbiriObulwadde bw’ekiwangaEbyamalimiroNolweEnvaAsuman BasalirwaKrasnoyarskKadimiyaamu(Cadmium)Ebyobuwangwa (Culture)Samson KisekkaEbyenfuna mu Buganda EyeddaJohn Mikloth Magoola Luwuliza-KirundaMuteesa I of BugandaLukumiPpookinoEnsiEkitookeLesothoDdaazaSylvia TamaleBarbara KimenyeEby'obutondeWalifu y'OlugandaNkumi ttaanoBotswanaEmpewo eya kiwanukaYugandaMexicoOkukyusa emmereVladimir PutinEppeto(Angle)EkibalanguloTirinyiAsiaMuwenda Mutebi II, Kabaka wa BugandaKololiiniBaibuliAniyaAbayimbiramu kibiina kye bayita 'Goodlyfe'Eddy KenzoEnnambaEsomoka tewolomaBazilio Olara-OkelloJosephine WapakabuloEssomanjatulaBupooloOkutta omukagoMozambiqueHamza MuwongeOmusujja gw’omu byenda🡆 More