Ekitongole Ekikwasaganya Ebibira.: Kitongole ekivunaanyizbwa ku kukuuma ebibira mu Uganda

 

Ekitongole ekikwasaganya ebibira ekya National Forestry Authority (mu bufunze NFA) kitongole kya Gavumenti ya Uganda ey'awakati ekivunaanyizibwa ku kukuuma abibira n'okusimba emiti ng'abayita mu pima ettaka, okwekeneenya n'okulikuuma. Ky'ali ekibiina ekyatekebwawo Gavumenti nga bayita mu kawaayiro k'ebibira n'okusimba emiti aka National Forestry and Tree Planting Act of 2003 okudda mu kifo kya Dipaatimenti y'ebibira eyaliwo.

Ebikikwatako

Ekitongole kya National Forestry Authority ky'atandikibwamu ebbago lya Paalamenti mu 2003 okusikira Dipaatimenti y'ebibira ey'ekyasa eyaliwo ekyali ekitongole kya Gavumenti ekyalemererwa okumalawo ebisoomoza eby'aliwo mu kisaawe ky'ebibira mu 1970 okutuuka mu 1990. Ekigendererwa kya National Forestry Authority kya kukuuma bibira wamu n'okusimba emiti saako n'okubunyisa ebikozesebwa mu simba emiti egikola ekibira ngga kw'ogasse eby'ensimbi n'ebikolwa ng'okulaaga.

Obuvunanyizibwa

  1. Okukwaganya okusimba emiti ng'abayita mu kizimba ensalo, okwekeneenya ettaka n'okulikuuma.
  2. Okumanyisibwa n'okukkiriza ebizimbibwa byonna mu bifo awasimbibwa emiti nga bayita mu EIA Ppamiti eweebwa ekitongole ky'enguudo UNRA ekolebwa ab'ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bwensi (NEMA).
  3. Okugaba Layisinsi eri ebikolwa eby'obulango mu bifo awasimbibwa emiti.

Ebijuliziddwamu

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

  • Omukutu omutongole ogwa website


Tags:

Ekitongole Ekikwasaganya Ebibira. EbikikwatakoEkitongole Ekikwasaganya Ebibira. ObuvunanyizibwaEkitongole Ekikwasaganya Ebibira. EbijuliziddwamuEkitongole Ekikwasaganya Ebibira. Ebijuliziddwamu ebyebweru wa WikipediyaEkitongole Ekikwasaganya Ebibira.

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

EmbogaFfenePaulo MuwangaGeoffrey OryemaEbika byabugandaLibyaBukedea (disitulikit)Ebyobufuna bya Buganda eyedda(the Political economy of precolonial Uganda)Kkumi na nnyaKira, YugandaEnnambaEkigereMediterranean SeaKieran TierneyOmusujja gw’omu byendaOsascoEmpisa ez'Obuntu(Morals)KapchorwaBuyonaaniPaltogaMichael EzraDiana NabatanziNamba eza Kigaanira(Odd numbers)AsiaBubirigiMoses AliKisoroObulumi mu lubutoENNAKU MU SSABIITIMowzey RadioZzaabuAdolf HitlerAMANNYA GA KABAKAMuntunsolo ya byanfuna(homo economicus)LubyamiraGirimaneBurkina FasoOkuwangaala mu LugandaKadimiyaamu(Cadmium)OmujaajaObulwadde bw'AkafubaKizito omuto omujulizi omutuukirivuEbitontome bya Charles Muwanga ebya SayansiMozambiqueKeriputooni (Crypton)EkiwalataHo Chi Minh CityRomeENKOKO ENNANSI EREETA AMAGOBAPulesaKabaka wa BugandaBufalansaBukiikakkonoNkumi ssatuKiruhuraEssomampimo (Geometry)OkutanaWikipediaOmuntu omusenguseBotswanaNakongezakikolwaNigeriaEKIFUMUFUMUOkutta omukagoBikumi bitaanoBenin🡆 More