Brian Lubega

Brian Lubega muyimbi wa gospel omunnayuganda, omuwandiisi w'ennyimba era omusumba .

Amanyiddwa nnyo olw’ennyimba ze eziyimbibwa mu kusaba kw’amakkanisa mu Uganda okusinga. Emyaka bwe gizze giyitawo, Brian awangudde engule eziwerako nga Royal Gospel Music Awards, Groove Awards era abadde agabana siteegi n’abayimbi abawerako ab’ettutumu nga Don Moen .

Obulamu obw’Obuto n’Ebyenjigiriza

Yatandika okuyimba mu 2003 ng’akyali mu siniya era yali mu kkwaaya y’ekkanisa. Mu 2011, yafuuka omuyimbi wa gospel mu ngeri ey’ekikugu.

Omulimu

Lubega yatandika okuyimba nga nnakyewa mu kkanisa ya Youth for Christ ministries mu luwummula lwe olwa Senior ey'omukkaga. Oluvannyuma yafulumya olutambi lwe olwasooka, Nungamya, abantu ne balusiima nnyo. Mu lutambi luno mwalimu ennyimba nga “Nungamya” ne “Wegukubira” ezaafuuka ez’ettutumu mu Uganda n’ebweru. Mu 2018, Lubega yafulumya olutambi lwe olwokubiri olwa Wegukubira. Olutambi luno lwabaddemu ennyimba nga “Ndiwuwe” ne “Wegukubira” ezaanyibwa ku empewo za leediyo ne ttivvi z’omu kitundu. Mu 2016, Brian Lubega yatuuzibwa ku bwa Paasita, ng’agatta ebitone bye eby’okuyimba n’omulimu gwe yakola ng’omukulembeze w’eby’omwoyo.

Ebwe'nyimba

Entabii

  • Nungamya (2013)
  • Wegukubira (2018)
  • Olungiya (2022)

Ennyimba

 • Linda Yesu • Nyanjala • Onkoledde • Bunyuma • Teli Akusinga • Victory • Support • Nesiimye • Wakitiibwa • Wegukubira • Sitoma • Nsiimye • Takadiwa • Olungiya • Asaanide • Mbaagala • Nungamya • Ndi Wuwe • As a Church • Kubayita • Tankwatibwa Nsonyi • Sijja Kowa • Okoze • Nungamya ntwala awo

Engule n'okusunsulwa

  • 2019 Groove Awards Omuyimbi w'omwaka.

Laba Era

Ebiwandiiko ebikozesebwa

Tags:

Brian Lubega Obulamu obw’Obuto n’EbyenjigirizaBrian Lubega OmulimuBrian Lubega EbwenyimbaBrian Lubega Engule nokusunsulwaBrian Lubega Laba EraBrian Lubega Ebiwandiiko ebikozesebwaBrian LubegaUgandaYuganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

AsiaBerlinOlufungi (Fungus)Democratic Republic of CongoRepublic of CongoMunnassomabibuuzo(Omufirosoofa)Emizannyo gy'AbagandaUsing Ebifundiwazo (Acronyms) to form scientific concepts in LugandaEnnambaAkaserengeto aka kiddannyuma(Negative slope)EMPEEKERA NNAKONGEZAKIKOLWAEkimuliEssomabuzaale (Genetics)Okulima ebitooke ebyomulembeEnkwa Ebivu, n’ebiwuka ebirala by’ewale awamu n’endwadde zebireeta ku Ddundiro lyoEby'obutondeCameroonBeninClinton County, KentuckyFernando AlonsoRigaEssomampimo (Geometry)EnsiCatherine BamugemereireOkusesemaPayisoggolaasiGuineaDdaazaBakitiiriyaHo Chi Minh CityNorth AmericaNepalEnjatuzaKatumba WamalaOkwekuuma (Personal Security)Josephine WapakabuloMauritiusOluwumu1AstrakhanSsekabaka Mutesa IIBupooloYugandaKabakaDokolo (disitulikit)Amakumi asatu mu ssatuOkutta omukagoEbyafaayo bya UgandaWikipediaEbyetaago by'Obulamu eby'Omwoyo (the Spritual needs of Life)John Mikloth Magoola Luwuliza-KirundaSsekabaka Daudi Cwa IIWalifu y'OlugandaBotswanaKeriputooni (Crypton)BrasilHelsinkiBukiikakkonoKiruhuraEKIGAJIEddagala ly'Okulumwa OmutweMuntunsolo ya byanfuna(homo economicus)Ebyobufuna bya Buganda eyedda(the Political economy of precolonial Uganda)Ebyobufuna bya Buganda Eyedda (the Political economy of precolonial Buganda)EbyamalimiroENKOKO ENNANSI EREETA AMAGOBASouth AfricaAgnes Ameede🡆 More