Angelina Wapakhabulo: Munnayuganda omulwanirizi w'eddembe

Angelina Wapakhabulo

Angelina Chogo

Yazaalibwa nga 24 Mugulansigo 1949 (aweza egy'obukulu 73) abeera Tanzania

Munnayuganda

Mu Uganda atera kuyitibwa Maama Angelina

Yasomera mu University ya Dar es salaam

Omulimu gwe.Mulwanirizi wa nkyukakyuka,mulwanierizi wa ddembe ly'aabalwadde bwa mukenenya ate mugunjufu

Aweerezza okuva mu mwaka gwa 1980 okutuusa kati.

Omwami we ye James Wapakhabulo Angelina Chogo Wapakhabulo (a manyiddwa ennyo nga maama Maama Angelina mu Uganda) (yazaalibwa ng'ennaku z'omwezi 24 Mugulansigo mu mwaka gwa 1949) yaliko kaminsona omukulu owa Uganda mu ggwanga lya Kenya. Ye mutandisi era ayambako ssentebe wa United Way Board. Wapakhabulo mulwanirizi wa nkyukakyuka mu kitundu era ng'akolerera kukyusa mbeera z'abantu.

Emirimu gye

Ng'omukwanaganya wa w'ekibiina kya Market Vendors AIDS Project (MAVAP), yakyusa obutale bw'ekibuga Kampala ne bufuuka ekifo ekigulwamu eby'amaguzi abaguzi n'abasuubuzi gye bagulanira ate era gye bakubirizibwa okwekekebeza akawuka ka mukenenya wamu n'okufuna obujjanjabi. Wapakhabulo wamu ne pulezidenti w'ekitongole kya United Way ko ne CEO Brian Gallagher baakiikirira United Way mu lukungaana olumanyiddwa nga White House Summit olwali lukwata ku musujja gw'ensiri mu Washington D.C. ng'ennaku z'omwezi 14 omwezi gwa Ntenvu omwaka gwa 2006.

Ebimufaako ngomuntu

Wapakhabulo yazaalibwa era n'akulira mu Disitulikiti y'e Iringa mu Tanzania. Ng'akyali muyizi ku yunivasite y'e Dar es Salaam, yasisinkana James Wapakhabulo (ng'ennaku z'omwezi 23 Mugulansigo okuva mu 1945 okutuuka ng'ennaku z'omwezi 27 Ogwokusatu omwaka gwa 2004), eyali minisita w'ensonga z'ebweru, okuva mu mwaka gwa 2001 okutuuka mu 2004. Baali bafumbo era baazaala abaana bana. Muwala waabwe, Josephine Wapakabulo y'akulira kkampuni ya Uganda National Oil Company.

Wapakhabulo n'omwami we baali mu kiseera kye kimu ku Dar es Salaam University, ne Pulezidenti Yoweri Museveni mu myaka gya 1960.

Laba ne

Okujuliza

Enkolagana ey'ebweru

Tags:

Angelina Wapakhabulo Emirimu gyeAngelina Wapakhabulo Ebimufaako ngomuntuAngelina Wapakhabulo Laba neAngelina Wapakhabulo OkujulizaAngelina Wapakhabulo Enkolagana eyebweruAngelina Wapakhabulo

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

EnjubaJoyce BagalaAligebbulaNigeriaRwandaLunaanaOkulima ebinyeebwaEkibazamukisa(Probability)EmmanvuOkukola obulimiro obutonoLithueeniaAmambuluggaAkafubaMulalamaOkulima kasooliTororo (disitulikit)Republic of CongoCaayiMasakaKampalaAnita AmongGautama BuddhaEnergySusan Nalugwa KiguliMary Paula Kebirungi TuryahikayoJuliana KanyomoziSenegalMalawiMariam NaigagaOMUSUEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSILuandaFfeneAustralia (ssemazinga)Kintu MusokeEnjobeArgentinaJesu KristoENGERO ZA BUGANDAMuhammad SsegirinyaEgyptEmbu z'EbigamboOkukola ebyotoObulwadde bw'OkwebakaEbyobuzimbeAmelia KyambaddeMichael EzraMoroccoNangugubiro(ohm, unit of electric resistence)Mpigi (disitulikit)EnnambaOmuyembeOkusengekensonga okw'ekibalo(Mathematical logic)Kazannyirizi(Character)Mpuyimusanvu (heptagon)PpookinoLuganda - Lungeleza dictionaryKibwankulataBelarusNakasigirwaEthiopiaEmeere bugaggaLulu HassanEmpalirizo esikira mu makkati(Centripetal force)Aisa Black Agaba🡆 More