Radio Simba

Template:Infobox radio station

Radio Simba ladiyo eweereza mu Uganda mu lulimi Oluganda, n'ebyuma ebikasuka amaloboozi mu kibuga Kampala ne Mubende.

Ebyafaayo

Radio Simba yatandiika okuweereza nga 15 Ogwomukaaga 1998, nga kyeyasooka okuweereza gw'ali mupiira gwa Germany–United States ogw'ekikopo ky'ensi yonna ekya1998 FIFA World Cup; Abaweereza b'omupiira ku Simba bawamba obwongo bw'abawuliriza olw'empereza empya gy'ebaali baleese era nebateekawo enkola eyaabwe mu kuweereza omupiira. Sitesoni eno yatandikibwaawo omwami Aga Sekalala Jr ne Isaac Mulindwa Jr, wamu ne Gordon Wavamunno.[2] Yateekawo okuvuganya ne ladiyo ya Buganda eya CBS FM Buganda, eyasooka okuweereza emyaka ebiri emabega.

Mu 2004, akakiiko ka Uganda Broadcasting Council, n'aka national broadcasting regulator, batanza ladiyo Simba olw'okuweereza pulogulaamu eyali ewerezebwa omusajja omuli w'ebisiyaga nga yagituuma "Okukontana n'eneyisa y'abantu bonna ne......obutakwatagana n'atteeka ely'aliwo mu kaseera ako".

Ebijuliziddwamu

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

MooskoObulemu ku maasoPaulo MuwangaNsanyukira ekigambo kino lyricsBulungibwansiEbyobulimi mu UgandaMalawiEmbizziOmwololaObulungi bw'entangawuziKakadde kamuEndwadde y’omutimaOkuwugaSusan Nalugwa KiguliAlice KaboyoEmpalirizo esikira mu makkati(Centripetal force)Muwenda Mutebi II, Kabaka wa BugandaAngella KatatumbaObuwangaaliro( Environment)OMUSUBuddoLuandaSalim SalehPowell County, KentuckyMuteesa I of BugandaAmaanyi g’EnjubaAdolf HitlerEBISOKONnaabagereka Sylvia owa BugandaEmikwataganyo gy'Essomampuyissatu(the Trigonomical Functions)EmmanvuRepublic of CongoBlack SeaNakongezakikolwaEbyobuwangwa (Culture)EnkakaBettinah TianahLawrence MulindwaPeruGallery GalschiøtEnsenga yababundabunda KyangwaliAustralia (ssemazinga)Kayunga (disitulikit)Eddagala erigema olukusenseEkimuliKilembe, YugandaArgentinaIShowSpeedOkulima ebitooke ebyomulembeObulwadde bw’ekiwangaNigeriaWikipediaRwandaAsiaZzaabuENKYUKAKYUUKA MU MBEERA Y’OBUDDE BW’ENSI N’ENTEEKATEEKA MU BITUNDU OMULI ENNYANJA NNALUBAALENabudde (Unit of time)Ekigaji ddagalaEmmere gyoowa ebisolo n’ EbiriisaKizito omuto omujulizi omutuukirivuIan WrightButambala (disitulikit)🡆 More