Omukutule Omugattikemixed Fraction

Omukutule era oyinza okukiyita emu enkutule oba emwenkutule kubanga mu butuufu omukutule guba muwendo omulamba omukutulemu ebitundu.

Singa oddira emi n'ogikutulamu ebitundutundu , buli kitundu kiyitibwa " mukutule", ekitegeeza "omuwendo omukutulemu". Muwanga anokoolayo emikutule egy'enjawulo mu Luganda bwati:

(a)Omukutule ogwa nigeemu(unit fraction)

(b) Omukutule omutuukirivu(Proper fraction).Guno guba ne kinnawansi nga nnene okusinga kinnawaggulu.Ekyok. 1/2.

(c) Omukutule ogutali mutuukirivu( improper fraction). Guno guba ne kinnawansi nga kitono okusinga kinnawaggulu.Ekyok. 2/1

(d) Omukkutule omugattike (Mixed fraction). 3 1/5

(e) Omujjuulirizo gw'omukutule(the compliment of a fraction).

   Ekyok.  2/5 gwe mujjuulirizo gwa 3/5 

(f)Omukutule ogwa bulijjo(Common fraction) gubaako kinnawansi(denominator) ne kinnawaggulu (numerator).Ekyok. 2/10. Omukutule ogw'omutonnyeze nga 0.2 tegubalibwa nga mukutule gwa bulijjo.

(g)Omukutule ogw'omutonnyeze(Decimal fraction).

  Ekyok. 0.2 mukutule ogw'omutonnyeze. Guno si mukutule ogwa bulijjo(not a Common fraction) 

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Jessica AlupoPader (disitulikit)Muteesa I of BugandaIan WrightIngrid TurinaweBettinah TianahKyendaMooskoBusiaAfirikaThe mithEnzijanjaba y'OlukusenseEmbeera y'obudde mu ugandaAmelia KyambaddeAluminiyamuEkirwadde kya CholeraMuhammad SsegirinyaOkulima ebinyeebwaSalim SalehSouth SudanHanifa KawooyaObunnafu mu mubiriEnkakaEritreaMalawiAkafubaEnjobeJudith Peace AchanOkulamusaTanzaniaKigaliAmasannyalazeEmitendera gy'enkula n'enkulaakulana y'omwana(the stages of child growth and development)Bernadette OlowoWalifu y'OlugandaAmaanyi g’EnjubaSiriimuOkukola ebyotoStella Nansikombi MakubuyaBakitiiriyaDonald TrumpEnergyOmumbejja Elizabeth ow'e TooroPrincess Elizabeth of TooroObulwadde bw’ekiwangaObulwadde bw'Obutalaba biri walaKyankwanzi (disitulikit)Eddagala eriyitibwa Mwambala zitonyaBa RiaButurukiOkwekuumaMbazziLiberiyaKinshasaEbyamalimiroEKIKA KY'EMPEEWOEmmere gyoowa ebisolo n’ EbiriisaYugandaEmikwataganyo gy'Essomampuyissatu(the Trigonomical Functions)Black SeaTororo (disitulikit)Amabwa agatawonaEbyafaayo bya UgandaOkuwangaala mu LugandaGallery GalschiøtMbwaNakasigirwa🡆 More