Hanifa Kawooya

Hanifa Kawooya (yazaalibwa nga 21Gatonnya /January,1957) Munnayuganda, munnabyabufuzi era mukulembeze.

Mubaka Omukazi mu Paalamenti akiikirira Disitulikiti y'e Sembabule. Kawooya ali mu kibiina ky'ebyobufuzi ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement (NRM).

Gyava n'ebyobuyigirize

Mu 2004, yatikkirwa Ddiguli ye esooka mu by'enkulaakulana eya Bachelors Degree of Arts in Development Studies mu Nkumba University. Oluvannyuma mu 2007 yatiikirwa Ddiguli eyookubiri (Masters) ekywata ku nkwatagana ez'amawanga ag'enjawulo eyitibwa Master of International Relations and Diplomacy nga yagisomera mu Yunivaasite y'emu.

Emirimu n'olugendo lwe olw'ebyobufuzi

Okuva mu 1993-1995, yali mukiise mu lukiiko lw'eggwanga Uganda olufuzi olwa National Assembly. Wakati wa 1998-2002, ye yali akulira eby'empuliziganya ku lukiiko lw'abakyala olwa National Women Council. Okuva mu 1980 okutuuka mu 1992, yaweebwa omulimu era n'aweereza nga kitunzi wa kkampuni y'ennyonyi eya Uganda Airlines n'eya Zambia Airways. Okuva mu 2016 okutuusa leero, abadde mubaka mu Paalamenti ya Africa eya Pan African Parliament. Hanifa era yakolako ng'omuwanika w'akabondo k'ababaka ba Paalamenti ab'ekibiina kye eky'ebyobufuzi mw'ali ekya National Resistance Movement. Era yaliko Omukubiriza w'olikiiko lwa Disitulikiti y'e Sembabule. Yakolako mu kitongole ky'eggwanga eky'emisola ekya Uganda Revenue Authority ng'akola nga Senior Principal Revenue Officer mu 2001. Yakolako ng'omumyuka wa RDC (Deputy Resident District Commissioner) owa Disitulikiti y'e Rakai. Okuva mu 2001 okutuusa leero, abadde Mmemba mu Paalamenti ya Uganda.

Obuvunaanyizibwa obulala bwe yakola

Aweereza ne ku:

  • Mmemba ku kakiiko ka Paalamenti akafaayo okugaba emirimu eky'enkanyi
  • Mmemba ku kakiiko ka Paalamenti ak'ensonga z'ebweru.

Laba na bino

Ebijuliziddwamu

 

Akalandirwako

Tags:

Hanifa Kawooya Gyava nebyobuyigirizeHanifa Kawooya Emirimu nolugendo lwe olwebyobufuziHanifa Kawooya Obuvunaanyizibwa obulala bwe yakolaHanifa Kawooya Laba na binoHanifa Kawooya EbijuliziddwamuHanifa Kawooya AkalandirwakoHanifa Kawooyaen:National Resistance Movementen:Sembabule District

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

FlippyPeruOLWEZABulaayaOkubeera olubutoEsteri TebandekeBurkina FasoAdonia KatungisaEssikirizo (Gravity)SwiidenYoweri MuseveniQuitman County, GeorgiaMadagascarAkasana ddagala eri abalwadde ba pulesaEKIKA KY'EMPEEWOSudaaniOkukola obulimiro obutonoTanzaniaPatricia OjangoleLungerezaNzikiriza y'AbatumeEkitibwa kya Dokita M.B.NsimbiAga KhanKagadiKkopa (Copper)EkikataLithueeniaKkala z'Ekitangaala (the Colours of Light)Enkwaso (Chemical bond)OlukusenseLugandaMbogoBryan County, GeorgiaPulaski County, GeorgiaStella Isodo ApolotEmuKookolo W’omu musaayi (Leukemia)Omukka (Ggaasi)Baltic SeaEbyetaagisa okukuza ebirime (Conditions for growth of Crops)EDDAGALA LY’ENVA N’EBIBALASeziyaamu (Cesium)Madagascar (firimu)Akello Judith FrancaAlgeriaBlack SeaAlina embugo bbiriZviad GamsakhurdiaEkitookeEkiyondoKyanamukaakaHumanGatonnyaCherokee County, GeorgiaMaggie KigoziOkulima green paperEby'obutondeLiberiyaNicholas County, KentuckyJohn Chrysestom MuyingoSiriimuSarah Nabukalu Kiyimba🡆 More