Hellen Obura

Template:Infobox JudgeHellen Abulu Obura, muna Yuganda omulamuzi mu Kooti ejulirwamu, Kooti eno yedirilira Kooti ensukulumu mu'gwanga, era yekola nga Kooti ya semateeka.

nga tana'londebwa mu Kooti ejulira,, Yawereza ng'omulamuzi mu Kooti enkulu eya Yuganda.

Ebyafayo n'obuyigirize bwe

Yazalibwa era yasomeera mu Yuganda nga tanagenda ku Yunivasite. Yafuna digulli mu By'amateeka okuv'e Makerere University, eno ye Univasite esinga obukaade nobuganzi mu gwanga. yafuna dipuloma mu kwegeza mu by'okulamula okuva ku Law Development Centre mu Kampala. okumala emyaka kumi na musanvu okuva 1993 kutusa lwe bamulonda ng'omulamuzi mu Kooti enkulu eya Yuganda, omulamuzi Obura yali awereza mu minisitule yeby'obwenkanya nensonga za semateeka. yali muwandiisi w'akakiiko keby'amateeka mukaseera bweyayitiibwa okufuka omulamuzi mu mwaka gwa 2010.

Gyenvudde'we mu byobulamuzi

Hellen Obura yawereza ng'omulamuzi mu Kooti enkuulu eya Yuganda okuva mu mukulukusa bitungotungo owa 2010, kutusa mutunda 2015 bweyalondebwa okweyunga ku Kooti ejulirwamu

laaba ne bino

Ebijulizo

Tags:

Hellen Obura Ebyafayo nobuyigirize bweHellen Obura Gyenvuddewe mu byobulamuziHellen Obura laaba ne binoHellen Obura EbijulizoHellen OburaYuganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

EswatiniKizito omuto omujulizi omutuukirivuOmwololaOkuwugaCzechiaLaura KahundeTororo (disitulikit)KinshasaEmyezi mu MwakaEbyamalimiroOmwesoNzikiriza ey'eNiceaTunisiaEmbizziMulalamaThe mithPpookinoJens GalschiøtObulwadde bw'Obutalaba biri walaJose ChameleoneAkaziba ka ayidologyeni (hydrogen atom)Apollo MakubuyaLithueeniaOkuwangaala mu LugandaOmusujja gw'ensiriAngella KatatumbaEgyptENGERO ZA BUGANDAKayunga (disitulikit)OLWEZAJudith Peace AchanAgnes Atim ApeaSouth AfricaFreda Mubanda KasseAmasoboza ag'amasannyalazeBbuulweCameroonAngolaMbwaEmbu z'AmannyaAligebbulaKifabakaziImmaculate AkelloEnsenga yababundabunda KyangwaliRosemary SenindeApacAsinisi Fina OpioKabakaNkikimboJames OnenMuhammad SsegirinyaEndagabwolekeroRakai (disitulikit)ZimbabweRonald ReaganEppaapaaliNgwabuzitoAmateeka agafuga Empandiika y'OlugandaAchia RemegioOkwagala(Love)Buliisa (disitulikit)Bassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abedda(The Great Thinkers of Ancient Buganda)Alubbaati AnsitayiniAbantu abasinga tebamanyi mugaso gwa ntobazi🡆 More