Immaculate Akello

  Immaculate Akello (yazaalibwa mu 1996) munnayuganda omulwanirirzi w'ebyenkulakulana, mulwanirizi w'obutonde bw'ensi, mulwanirirzi w'eddembe ly'abantu era munnamateeka nga ekigendererwa kye kya kukyusa bulamu bw'abakyala abali mu byalo naddala mu Bukiikakkono Uganda.

Akello yemutandiisi w'ekibiina kya Generation Engage Network, ekitongole ky'abavubuka ekigenderera okutuumbula eddembe lye by'obutonde era n'ebikubaganyizibwako ku nsonga z'ebyobutonde mu Bukiikakkono ne mu masekkati ga Uganda. Ng'ayita mu kitongole kino, yakiikirira Uganda mu lukungaana lwa Vijjana Assembly mu mwaka gwa 2018 mu kibuga ky'e Arusha, Tanzania era yeyali omwogezi wa Paalamenti y'abavubuka eya National Parliamentary youth moot mu Uganda mu mwaka gwa 2018.

Obulamu bwe n'obuyigirize

Akello yasomera amateeka mu Yunivasite y'e Kampala International University era n'atikkirwa mu mwezi gw'okutaano mu 2019.

Emirimu

Mu biseera bye ng'ali ku Yunivasite y'e Kampala International University, Akello yali mmemba mu Paalamenti y'amateeka, era ng'akiikirira abantu abaliko obulemu mu kakiiko akakulu ak'abakulembeze b'aYunivasite. Akello yakolako n'ekibiina kya Centre for Policy Analysis (CEPA) ekibiina ekitagenderera magoba wabula okutumbula enkola ya Demokulasiya mu Paalamenti wansi wa Paalamenti ya Uganda. Ekiruubirirwa kye ekikulu kyali ku bukulembeze, Demokulasiya wamu n'eddembe ly'ababundabunda mu Uganda.Oluvanyuma lw'omwezi ng'akola ne CEPA, yayitibwa okukola n'ekitongole ky'amawanga amagatte ekya United Nations ku Kontulakiti eyali ey'omwezi ogumu ng'oluvanyuma yayongezebwaayo okutuusa mu mu Gwekkuminebiri 2019.

Era laba

Ebijuliziddwa

Tags:

Immaculate Akello Obulamu bwe nobuyigirizeImmaculate Akello EmirimuImmaculate Akello Era labaImmaculate Akello EbijuliziddwaImmaculate Akelloen:Arushaen:Climate change activisten:Environmental democracyen:Human rights activisten:Lawyeren:Social entrepreneurshipen:Uganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Villa Maria, YugandaHanifa NabukeeraEttalo(Septic arthritis)EbikolwaOmusujja gw'ensiriEnsinga (Mode)Natasha Shirazi, omuwandiisi w’ebitaboPikachuBulaayaGodfrey WalusimbiBukwa (disitulikit)Obulemu ku maasoAmakumi asatu mu nnyaEsther Mayambala KisaakyeOlupapula OlusookaObubulwaAlgeriaNnamusunaWikipediaJose ChameleoneNzikiriza ey'eNiceaAkafubaEkigaji ddagalaKkopa (Copper)TokyoKabakaLatviaCameroonAmaanyiAbed BwanikaEby'obutondeEnsiOmusoosowazabyanfuna(Materialist)Peace ButeraEssomampimo (Geometry)NooweLungerezaEkirembewazo n'ekirembewazi(Police Department and Police Station)EnkokoEssomabwengulaMolly Nawe KamukamaEkibanduso (A Primer of Change)Jesca AbabikuENNAKU MU SSABIITIKookolo w’omu lubutoOBWAVU N’OKUNONNYEREZA KU BIBUFAAKO MU BYALO MU’ ENKULAAKULANA EYA NAMADDALAKilimanjaroDjiboutiEkikataUgandaEthiopiaEnjubaRomeBurkina FasoCaroline Amali OkaoJackie ChandiruMr LengsKampalaDemocratic Republic of CongoKibalirampuyibbiri(Integers)NigeriaFort Portal🡆 More