Assumpta Oturu

 

Assumpta Oturu (yazaalibwa mu 1953). MunnaUgandan-Omumerika, munnamawulire era omutontomi. Akola ku ppulogulaamu yaabuli wiiki eya 'Spotlight Africa', ku leediyo esangibwa mu Los Angeles eya KPFK. Atongozza eby'okutontoma nga yeeyita Assumpta Acam-Oturu.

Obulamu bwe

Acam-Oturu yazaalibwa mu kitundu kye'Teso, mu Eastern Uganda.Yafuna diploma mu by'amawulire nga yasomera ku ssomero ly'ebyamawulire erya Mindolo Ecumenical Centre's School of Journalism erisangibwa e Zambia. Mu 1983 yafuna Diguli ya BA in Journalism and International Relations mu University of Southern California. Yatandika 'Spotlight Africa' ku KPFK mu Gw'omusanvu gwa 1986, okugonjoola ensonga y'obutamanya bifa ku Africa mu Bamerika. Pulogulaamu eno eragibwa buli lw'amukaaga lwa wiiki, Erimu ebikwata ku by'obufuzi, ebyenfuna, ebitambula n'obulamu bwabulijjo awamu nensonga zaabakyala mu Africa.

Oturu yalabikirako ku pulogulaamu ekwata ku nsonga ez'enjawulo mu 2015 omwali okukubagana empawa wakati w'aBafirika abali wano naabali mu American. Baali boogera ku bbugumu erivudde ku kugenda kw'abafirika mu Amerika okuyitiridde. Oturu yakkaatiriza ensonga y'ebyafaayo okuvaako ebbugumu lino, mu kitunda bantu n'obutamanya bw'aBafirika abali mu Amerika mbeera mwebayita. Nga ali mu Lukungaana olukwata ku kutambula kw'abafirika okugenda mu nsi endala olwaliwo mu Gwekkuminoogumu gwa 2017, yakkaatiriza ensonga yeemikisa Abafirika abali mu Africa naabali mu Amerika gyebalina okusomesangana ku nnono ez'enjawulo.

Ebitontome bye

  • 'A Fountain of Blood', Ufahamu: A Journal of African Studies, Vol. 16, Issue 1 (1988), p. 136
  • 'Arise to the Day's Toil' and 'An Agony... A Resurrection', in Stella Chipasula & Frank Mkalawile Chipasula, eds., The Heinemann book of African women's poetry, Heinemann Educational Publishers, 1995.
  • 'An Agony... A Resurrection', in Tanure Ojaide and Tijan M. Sallah, eds., The New African Anthology, Lynne Reinner Publishers, 1999.

Ebijuliziddwa

Tags:

Assumpta Oturu Obulamu bweAssumpta Oturu Ebitontome byeAssumpta Oturu EbijuliziddwaAssumpta Oturu

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

EMPEEKERA NNAKONGEZAKIKOLWAObulamu obusirikitu (Micro organisms)Catherine Odora HoppersOsakaNkumi ttaanoNapooleon BonapatNamba eza Kigaanira(Odd numbers)Nkumi nnyaEZISUSIBWA ENVA ZE ZINOOmuntu omusenguseZimbabweJohn Mikloth Magoola Luwuliza-KirundaEkiwalataAbu Kawenja1Bikumi bitaanoUganda National Cultural CentreAniyaRwashaRegina MukiibiLutikko ya RubagaTito OkelloBoda-bodaEssomabuzaale (Genetics)ENKOKO ENNANSI EREETA AMAGOBABassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abedda(The Great Thinkers of Ancient Buganda)Sylvia TamaleEnsiKhalid AuchoHamza MuwongeEssomabwengulaEnkwa Ebivu, n’ebiwuka ebirala by’ewale awamu n’endwadde zebireeta ku Ddundiro lyoEbigengeEmbu z'AmannyaMozambiqueRepublic of CongoObuwakatirwaAfirikaOkwekuuma (Personal Security)Ebyetaago by'Obulamu eby'Omwoyo (the Spritual needs of Life)TirinyiChadParisEnkwa EmmyukirivuOmutubaOkusiriiza entamuAbayimbiramu kibiina kye bayita 'Goodlyfe'PulesaCayinaKabaka wa BugandaEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSIKaggoPorto-NovoFred RwigyemaAzaalibwa n’endira ebbiriEkitookeFinilandiNolweSierra LeoneAlubbaati AnsitayiniEmuNakongezakikolwaEmmanvuAmateeka agafuga Empandiika y'OlugandaKololiiniAmabwa wakati wenjala🡆 More