Akumu Catherine Mavenjina

Akumu Catherine Mavenjina Munnayuganda munnamateeka, munnabyabufuzi okuva mu Disitulikiti y'e Nebbi, Uganda.

Yali mukiise mu Paalamenti ya Uganda eya 8 mu 2006–2011. Ye yali Minisita omubeezi era nga kaakano y'akiikirira abakadde mu Bukiikakkono bwa Uganda mu Paalamenti ya Uganda (11th). Alina akakwate ku kibiina ky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement (NRM).

Emirimu gye

Nga tannaba kuyingira mu byabufuzi, yaweerezaako ng'omulamuzi. yali Minisita omubeezi ow'abakozi ba Gavumenti.

Mu Paalamenti (8th), Mavenjina yakiikirira Disitulikiti y'e Nebbi ng'omubaka omukyala mu Paalamenti. Okuyita mu kisanja kye , yetaba mu nsonga z'okubaga amateeka, yalwanirira eddembe ly'abakyala era n'akola ne ku byetaago by'abantu. Yawangulwa Agnes Acibu mu kalulu ka bonna ka 2021 ng'omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Nebbi mu Paalamenti. Yakiikirira abakadde b'omu Bukiikakkono bwa Uganda mu Paalamenti ya 11 (2021-2026). Mavenjina yaweerezaako ku kakiiko akaali kategeka ebikujjuko by'olunaku lw'abajulizi mu 2024 e Nebbi.

Obukuubagano n'emisango egya mujwetekebwako

Mu 2003, Mavenjina yaggulawo emisango eri Monitor Publications, ng'agamba nti baali bamujjwetekako emboozi emuttatana. Wabula omusango guno gwagobebwa mu Kkooti enkulu olw'okubulwa obujulizi mu musango gwe.

Laba na bino

Ebijuliziddwamu

Tags:

Akumu Catherine Mavenjina Emirimu gyeAkumu Catherine Mavenjina Obukuubagano nemisango egya mujwetekebwakoAkumu Catherine Mavenjina Laba na binoAkumu Catherine Mavenjina EbijuliziddwamuAkumu Catherine Mavenjinaen:Lawyeren:Nebbi Districten:Parliament of Ugandaen:Politicianen:Uganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

ObuwangwaRwandaEkkyO (IQ)32Adolf HitlerObulwadde bw’okukawagoArmando BrojaAgnes NandutuOkukkiriza AlupoKabaka wa BugandaWobulenziEkigeranyabuddeEssomamawangaYokohamaDavis KamogaEbifaananyanjatula(Homophones)Walifu y'OlugandaKibimbaBlu*3Shamim BangiBabungi Josephine BebonaAngolaObulwadde bw'OkwebakaSanyu Robinah MwerukaEmisuwa egikalubaNakongezalinnyaEkibulunguloOmutubaEkinyaalikaHope MwesigyeAfrigo BandAbantuAgagoKenyaSinachPakubaBamunanikaZambiaGrace IbingiraBhumibol AdulyadejSsoolabessaazaalaEmbu z'EbigamboJalia BintuGombe, ButambalaEssaza Ekkulu erya Kampala (Eklezia Katolika)AdilangBukeddeOkwekuumaPaul Ssemogerere (munnabyabufuzi)PichilemuRose NamayanjaYirediyaamu (Irdium)OMUGASO27AmambuluggaAmaziYisaaka NetoniKkanisa ya Yeso Eyannamaddala🡆 More