Maurice Kirya

  Maurice Kirya yazaalibwa (nga 4 Ogwekkuminoogumu 1984) e Jinja n’akulira e Najjanakumbi mu maka ga Tonny Munobbi ne Sophie Baguma (Sophie yafa nga 9 Ogw'omunaana 2015).

Maurice Kirya
Maurice Kirya

Munnayuganda omuyimbi, omuwandiisi w'ennyimba, munnakatemba, era omuyambi wa bantu.

Ye mutandisi era omulungamya mu kkampuni ekola kaawa eya ‘The Sound Cup Coffee’ nga eno baagitandika nga ekiriiro ky'emmere mu 2013. Era ye Mutandisi w'ekibiina kya 'Piz & Pots', mu Uganda. Piz & Pots era ye kampuni eddukanya ebivvulu by’okuyimba ebya Kiryalive ebitegekebwa buli mwaka mu Kampala.

Obuto bwe n'okusoma kwe.

Maurice yasomera mu masomero mukaaga aga ppulayimale nga kyava ku kutambula ennyo okwa bazaddenga gano mulimu; Kabojja Preparatory School Mugwanya, Shimoni Educational School, DK primary school Masajja, Najjanankumbi Seventh Day Adventist Church Primary School, Mirembe Primary School, era ekibiina eky'omusanvu yakimalira mu Nakivubo Blue Primary School mu 1997.

Mu 1999 yayingira essomero lya St Josephs Secondary School mu Ndeeba, gyeyali okutuusa lwe yamaliriza siniya ey'okuna era oluvannyuma nadda ku Kampala Citizens College gyeyamaliririza siniya ey'omukaaga. oluvannyuma nyeegatta ku ssomero erisomesa ebya firimu erya Maisha Film School.

Emirimu gye

Famire bwe yali eyita mu kusoomoozebwa, Maurice yasaba bazadde be okutandika okuyimba era naabasuubiza okusigala mu ssomero era nookubayambako nga asasulako ekitundu ky'ebisale bye, era abazadde baakikkiriza.

Mu mwaka gwa 2000 Maurice yakola olutambi lw'ennyimba ngali ne mukwano gwe ayitibwa Gil Martin (Martin Galiwango), ebyembi leediyo tezaakuba nnyimba ze olwensonga yookukolera ennyimba mu kidongo ekitaali kikye era nga eno ensobi yali ekolebwa nnyo abayimbi abatandika .

Oluvannyuma yatandika okuyimba nookuzinira ku nguudo. Mu kiseera ekyo mweyasangira endongo ayali eyiddeko ekitundu era eno yasalawo okugitereezanga ali ne mukwano gwe eyali ayitibwa Cosmas, era yakozesa waya za kkulaaki ya mmotoka nga waya z'endongo. Mukulu we Elvis Kirya ''Vampino'' yateranga okumutwala okuyimba mu bbaala nga baayimbanga babiri wala Maurice mu kiraabu era nga bayimbanga babiri, nga bayimba ennyimba z'ekidongo ezaali zaayimbibwa abayimbi omwali Buju Banton ne Red Rat .

Mukulu we ddala ''Alex Kirya'' (amanyiddwa nga Saba saba) omu ku baatandikawo Hip Hop mu Uganda mu kibiina kya Bataka Underground( Bataka squad ) yamuyitanga okuzina era nookulaba ebintu bwebitambuzibwa. Mu mwaka gwa 2002 yali era ayimbira ne mu kibiina ky'abalokole ekya '' EVOLUTION '' era wamuin nookuyimba ennyimba ezensi era nga yali atalaaga amasomero nga kino yakigendereramu okusanyusa abaana abavubuka.

Yali wabweru wa bbaala ya DV8 lwe yasisinkana Steve Jean era nga ono mukozi wa nnyimba mu Kampala, era ono yeeyakola oluyimba lwe olwasooka okukyaka olwa ''STOP'' [2]

Mu 2003 yafulumya oluyimba lwa ''Beera Naabo'' olwafulumizibwa Andrew Kiwanuka mu situudiyo za VR.

Mu 2003 yeegatta ku muyimbi Munnayuganda Richard Kawesa ng’ono yali mukubi wa ndongo era nga muyimbi. Bombi baasobola okugenda e Rwanda gyebaayimbiranga ku mikolo egy'ekikungu era kino kyayamba Maurice Kirya okufuna obumanyirivu bwe yali yeetaaga okulinnyisa omutindo gwe.

Mu 2005 ennyimba ze zaasiimibwa omuyimbi w'ennyimba z'ekika kya Hip Hop ow'amanyi mu Tanzania ''AY'' (Ambwene Yesaya), era baakola oluyimba bombi olwa ''BINADAMU'' nga lwafulumizibwa Hemdee Kiwanuka nga yalukolera mu situudyo ya '' No End Studio ''.

Maurice yalinnya ennyonyi omulundi gwe ogwasooka era nga yali agenda kuyimba noomuyimbi ono AY, era kino kyamuyamba okufuna abawagizi mu Buvanjuba bwa Africa. 'Binadamu'(Abantu) lwakyaka nnyo mu Buvanjuba bwaAfrica era lwateekebwayo okuvuganya mu mpaka za awaadi eza Kora. Mu 2005 Kirya yategeka ekivvulu kye ekyasooka nga ayimba yekka mu kifo kya Steak Out mu Kampala, era naakitwala okuba ekiraga entandikwa y’abawagizi abeesigwa.

Mu 2005 era yeetaba mu mpaka zookuwangula awaadi ya KISIMA mu Kenya.

Yeegatta mu masomo ga firimu agaali nga ku ssomero lya firimu erya Maisha Film School mu Uganda okukulaakulanya obukugu bwe mu kuzannya firimu.

Mu 2008 yasobola okuzannyira mu kifo ekikulu omulundi gwe ogwasooka era yazannya nga ''Joseph'' mu firimu ya ''Live Joseph'' nga yali firimu nnyimpi eyawandiikibwa aba Ghetto Film School Of New York. Era mu 2008 yatandika okutegeka ebivvulu ebitono bweyayita The Maurice Kirya Experience bino byalingawo mu kiro ky'olwokubiri olusembayo mu mwezi, era muno yayitanga abayimbi, abatontomi, ku bbaala ya Club Rouge ebbaala eyali emanyiddwa ennyo mu kukola ekiro mu Uganda.

Mu Gw'ekkumineebiri gwa 2009, yafulumya olutambi lwe olwasooka lwe yayita ''Misubbaawa'' ne lusiimibwa nnyo. Mu lutambi luno mwalimu ennyimba nga ''BodaBoda, Wooye, Malika ne Misubbaawa.

Kirya yalondeddwa ng’omubaka wa Wild Aid olw’okwagala ennyo okukuuma ebisolo by’omu nsiko. Ng’omuyimbi era omuzannyi, yawangula engule ya RFI(Radio France International) eya Discoveries Music Award mu 2010. Yakola ebivvulu mu kibuga kya Paris n’agattako okulambula Afrika okumala omwaka mulamba mwe yalambula amawanga agasukka mu 35. Yasunsulwamu okuvuganya ku vidiyo ya afro pop esinga ebitone mu mwaka mu mpaka za channel O video music awards eza 2012. Ono y’omu ku bayimbi ba Uganda abasatu abaayimbira mu kivvulu kya Tribe One Festival ekitegekebwa buli mwaka, mu South Africa. Abadde mu firimu za Hollywood nga Queen of katwe nga "Theo"-nga ali wamu ne lupita Nyongo ne David Oyelowo. [3] Nnabagereka w'eKatwe

Yazannya mu firimu ya "The Last king of scotland" [4] nga ye kennyini ng'azannya nga Forest whittaker ,Kerry washington ne David Oyelowo. Eyo oluvannyuma lw'okuzannya mu "The Girl in the Yellow Jumper" [5] firimu eyalagirwa Louqman Ali.

Yakolagana n’abayimbi ab’ensi yonna nga Neyo ,omuyimbi Omugirimaani Mark forster n’omuwanguzi w’ebifaananyi by’Amerika Jordin sparks. [6]

Asinga kumanyibwa olw'obuwangwa bwe obw'okuyimba omwoyo gwe bayita "Mwooyo" [7] abavubuka ba uganda era ebivvulu bye biweebwa ekitiibwa mu mawanga agasukka mu 35. [8]

Ng’omulwanirizi w’ebyobulamu n’abavubuka mu kiseera kino akolagana n’ebibiina nga Hijra ,UNHCR i n uganda mu kaweefube w’okukuuma eddembe n’obulamu bw’ababundabunda. [9]

Discography

Album z'abayimbi

  • Misubbaawa, 2009. Omuwandiisi w’ebitabo
  • Ekitabo kya Kirya, 2012
  • Mwooyo, 2015. Omuwandiisi w’ebitabo
  • Ebirooto eby'obwereere, 2017
  • Okusukka Nze,2019
  • Oluguudo E Kirya,2022

Abatali bafumbo

  • Okukwagala
  • Munonde
  • Gimme Ekitangaala
  • Kale Omunnyogovu
  • Busaabala
  • Teyagalibwangako
  • Njagala gwe
  • Njagala gwe Rmx
  • Beera Naabo
  • Beera Naabo Rmx
  • Binadamu ng'ali ne AY
  • Tugende!
  • Okulekera
  • Yimirirawo RMX
  • Boda Boda
  • Mbulira
  • Omuwala w'ekyalo ng'ali ne Valerie Kimani
  • Abantu b’omu kitundu n’enzaalwa feat Indigenous
  • Okwewaggula
  • Revolution Rmx feat olugero lwa Navio & Da
  • Ekiro Ekisirise
  • Kikolere
  • Bemoola
  • Ensimbi
  • Kwata ku n'omwoyo omutukuvu ft Ruyonga

Okukwata firimu

  • Kabaka Asembayo mu Scotland
  • Nnabagereka wa Katwe nga "Theo".
  • Omuwala mu Jumper ya Yellow
  • Mulamu Yusufu
  • Ebibi Bya Bazadde
  • Omuzannyo gwa Hostel TV nga Luke Okwalinga".

Ebiwandiiko ebikozesebwa

Tags:

Maurice Kirya Obuto bwe nokusoma kwe.Maurice Kirya Emirimu gyeMaurice Kirya DiscographyMaurice Kirya Okukwata firimuMaurice Kirya Ebiwandiiko ebikozesebwaMaurice Kirya

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Amabwa agatawonaCzechiaEmbu z'AmannyaMoroccoAkaziba ka ayidologyeni (hydrogen atom)Ebyafaayo bya UgandaApollo MakubuyaMuteesa I of BugandaBeninEnvaSheebah KarungiIrene MuloniEntababaganya n'Entababuvobwawamu(Society and Community)Yei Joint Stars FCKizito omuto omujulizi omutuukirivuOkusengeka namba (Ordering numbers)DokoloKoboko (disitulikit)Ian WrightNabudde (Unit of time)Ttiimu ya Vipers SCObulungi bw'entangawuziNzikiriza y'AbatumePaul HasuleNnaabagereka Sylvia owa BugandaStella Nansikombi MakubuyaAmerikaGavi (footballer)Empalirizo esikira mu makkati(Centripetal force)EbikolwaEndagabwolekeroJose ChameleoneCentral African RepublicJustine Lumumba KasuleKabakaBulungibwansiLunaanaLuganda - Lungeleza dictionaryNgwabuzitoYisaaka NetoniEnkyusabuzuba (Chemicals, Pure susbstances)Kookolo w’omu lubutoAkafubaLausanneBlack SeaEmeere bugaggaKilimanjaroRakai (disitulikit)SenegalMoses Magogo HassimEkirwadde ky’ebolaKamwenge (disitulikit)Esther Mayambala KisaakyeAmazziMariam LuyomboOKULUNDA EBYENYANJAEntababutondeJackie SenyonjoAbu KawenjaEbyobuwangwa (Culture)Butambala (disitulikit)Donald TrumpDenimaakaMolingaEnsengeka edda waggulu(ascending order)Obulemu ku maasoBawala ba Maria, Bannabikira bwanda🡆 More