Omusomesa Mpamire

 

Herbert Mendo Ssegujja (yazaalibwa nga 27 Ogwomwenda 1983) Munnayuganda, musanyusa era munnakatemba azannyira mu linnya lya Teacher Mpamire. Amannyikiddwa nnyo mu kugeegegya Omukulembeze wa Uganda, Yoweri Kaguta Museveni. Y'atandiika n 'elinnya lya Teacher Mpamire.

Obuto bwe n'emisomo gye

Ssegujja yazaalibwa mu Kibuga ky'e Mukono, nga 27 Ogwomwenda 1983. Oluvannyuma lw'emisomo gye ku Bbowa Primary School, y'atwalibwa mu Greenlight High School, e Zana, ku luguudo lwa Kampala–Entebbe. Sekendule ye yagimaliririza ku Greenlight High School.

Alina Diguli esooka mu busomesa eya Bachelor of Education okuva mu Ssettendekero wa Uganda asinga obukulu n'obunene Makerere University. Yaweererwa Pulezidenti Yoweri Museveni okusoma mu Pulogulaamu y'okuzannya katemba saako n'okumuwandiika mu Ttendekero ly'abannakatemba erya American Comedy Institute, mu New York City.

Emirimu gye y'akola

Ng'omusomesa

Mu bulamu bwe obwa bulijjo, Ssegujja musomesa ku Standard High School mu Zana, ze Kilomita10 (6 mi), mu Bukiikaddyobwobuggwanjuba okuva mu kibuga Kampala. Ng'ali eyo, yafuna omukisa okusomesako ne Arthur Mpamire, eyali omusomesawe ow'ebyafaayo by'ebulaaya okuva mu Greenlight High, nga kw'ono kweyazimbira elinnya lye mwazannyira ku siteegi.

Nga munnakatemba

Okuzannya kwe kumulabisiza ku ndaga ez'enjawulo mu Uganda, Zambia, Malawi, Kenya, Tanzania n'amawanga amalala okuva mu Africa. Mu 2016, Teacher Mpamire yatuumibwa "omuvumbuzi w'omwaka" mu mpaka za Africa Youth Awards ez'ategekebwa mu Accra, Ghana. Era kitundu ku Fun Factory olulaga lw'akatemba olulagibwa buli wiiki ku National Theatre, mu Kampala.

Empaka z'eyetabamu n'Awaadi ze y'awangula

Omwaka Awaadi Omutendera Eyawangula Ebyavaamu
2015 Youth Expo Stand-up Comedy Awards Munnakatemba asinze Teacher Mpamire Yawangula
2016 Africa Youth Awards Omuvumbuzi w'omwaka Teacher Mpamire Yawangula
Rising Star Awards Munnakatemba w'omwaka Teacher Mpamire Yawangula
Starqt Awards Munnakatemba w'omwaka Teacher Mpamire Yawangula

Amwambaza

Ssegujja alina amwambaza ow'enjawulo okuva mu Democratic Republic of the Congo amupimaera n'amutungira eby'ambalo by'azannyiramu katemba.

Ebikwata ku Famire ye

Herbert Ssegujja mufumbo eri omwagalwa we, Carol Barekye. Omukolo ogw'obuwangwa ogw'okumwajula mu bazadde b'amukyalawe gw'akolebwa mu Gwekkuminebiri 2016.

Laba na bino

Ebijuliziddwamu

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

Tags:

Omusomesa Mpamire Obuto bwe nemisomo gyeOmusomesa Mpamire Emirimu gye yakolaOmusomesa Mpamire Empaka zeyetabamu nAwaadi ze yawangulaOmusomesa Mpamire AmwambazaOmusomesa Mpamire Ebikwata ku Famire yeOmusomesa Mpamire Laba na binoOmusomesa Mpamire EbijuliziddwamuOmusomesa Mpamire Ebijuliziddwamu ebyebweru wa WikipediyaOmusomesa Mpamire

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Ekirwadde kya CholeraKatongaJoel SsenyonyiPeace MutuuzoRomeCuritibaEnsibukulaKookolo w'EkibumbaObufo,Obusangiro, Obwolekero (Position, Location, and Direction)Fred RwigyemaAmazziOLWEZAGambiaOkulima ebitooke ebyomulembeKkumi na ssatuSouth SudanPhysicsEnkakaEsther Mayambala KisaakyeHamis KiizaRakaiBreinigerbergBeninGodfrey WalusimbiEquatorial GuineaOlujjuliroAlex MukuluAbu KawenjaAmakumi ataanoAMALAGALASt. Anthonys Secondary School KayungaYumbeUgandaEnsibuko y'emizimu n'emisambwa ogimanyi ?Namba ez'endagakifoOmumbejja Elizabeth ow'e TooroTokyoLugandaDEEDPythagorasWalifu y'OlugandaEntry InhibitorOmuntu kalimageziOmwesoBulaayaOmusoosowazabyanfuna(Materialist)Amaanyi g’EnjubaOBUTONDE BW’ENSIHanifa NabukeeraMusanvuAdolf HitlerMbazziAmelia KyambaddeEkikataKakiraChilePeace Butera🡆 More