Nzikiriza Y'abatume

Nzikiriza y'Abatume y'essaala efunza okukkiriza mu ngeri ennyimpi.

Okwawukanako n'eNzikiriza ey'eNicea eno yo eyogera ku bikkirizibwamu naye mu bufunze nnyo. Etera kusomebwa mu ssaala eza ssekinnoomu nga ekisinde ne ssappule.

Nzikiriza Katonda

Nzikiriza Katonda Patiri omuyinza wa buli kantu

Omutonzi w'eggulu n'ensi.

Ne Yezu Kristu omwana we ali omu yekka.

Ye Mukama waffe,

Eyali mu lubuto ku bwa Mwoyo Mutuukirivu

N'azaalibwa Biikira Maria.

N'abonaabona ku mirembe gya Ponsio Pilato.

N'akomererwa ku musaalaba.

N'afa, n'aziikibwa, n'akka e Magombe.

Ku lunaku olwokusatu n'azuukira mu bafu.

N'alinnya mu ggulu.

Atudde ku gwa ddyo ogwa Katonda Patiri omuyinza wa buli kantu.

Alidda okulamula abantu abalamu n'abafu.

Nzikiriza Mwoyo Mutuukirivu,

N'Eklezia Katolika Omutukuvu,

N'okussa ekimu okw'abatuukirivu

N'ekisonyiwo eky'ebibi,

N'okuzuukira okw'emibiri,

N'obulamu obutaggwawo.

Amiina.

Tags:

Nzikiriza ey'eNicea

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Amakumi ataanoJosephine OkotApollo MakubuyaEkibulunguloGallery GalschiøtKibingo, KenyaYugandaEbyobulimi mu UgandaEkirwadde ky’ebolaBa RiaAmasoboza ag'amasannyalazeEmmanvuAbu KawenjaOkukola ebyotoBudadiriNzikiriza y'AbatumeEbyobuzimbeNsanyukira ekigambo kino lyricsEkkuumiro ly'ebisolo erya BwindiEssomabuzaaleOmwololaAsinisi Fina OpioKifabakaziBurundiOkuwandiika Baguma MuhendaEmbeera y'obudde mu ugandaEnjubaSanyu Robinah MwerukaHanifa KawooyaWinnie KiizaMalawiEkinonoozo (Engineering)Kabaka wa BugandaGautama BuddhaAmaanyi g’EnjubaENIMAWAPeruButurukiBaltic SeaBeninWikipediaOkuwugaMoroccoEnkyusabuzuba (Chemicals, Pure susbstances)Uganda National Cultural CentreMasakaFrancis ZaakeAsiaBelarusOMUGASOSeetaEssomansiIan WrightEddagala eriyitibwa Mwambala zitonyaCleopatra KoheirweJose ChameleoneJames OnenWashington County, MissouriKamwenge (disitulikit)FfeneOmuyembePader (disitulikit)Ebyobuwangwa (Culture)Olupapula OlusookaENTOBAZIBassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abeddaLuganda🡆 More