Margaret Baba Diri

 

Margaret Baba Diri Munnayuganda ow'ebyobufuzi eyasookera ddala okulondebwa mu Paalamenti ya Uganda nga akiikirira abantu abaliko obulemu mu 1996 gyabadde okutuusa kati. Nga tanegatta mu by'obufuzi yakola nga omusomes ku St. Charles Lwanga mu Koboko wakati wa 1976 ne 1990 era nga avunaanyizibwa ku nkulaakulana z'ekika ky'abantu ayitibwa gender development officer ku National Union of Disabled Persons of Uganda (NUDIPU) wakati wa 1992 ne1996.

Obuto n'emisomo

Margaret Baba Diri yazaalibwa nga 29 Ogw'omukaaga mu 1954. Alina Dipulooma mu by'Enjigiriza okuva mu National Teachers College Kyambogo, era yafuna diguli y'ebyenjigiriza mu bakulu n'entababuvobwawamu eya Bachelor in Adult and Community Education okuva mu Yunivasitte y'e Kyambogo.

Emirimu

Margaret Baba Diri yatandika emirimu gye nga omusomesa ku somero lya St. Charles Lwanga Koboko wakati wa 1976 ne 1990 era nga avunaanyizibwa ku nkulaakulana z'ekika ky'abantu ayitibwa gender development officer ow'ekibiina ekigatta abantu abaliko obulemu mu gwanga lya uganda ekya National Union of Disabled Persons of Uganda (NUDIPU) wakati wa 1992 ne 1996.

Oluvanyuma yegatta mu by'obufuzi nga akiikirira abantu abaliko obulemu. Abadde mu Paalamenti okumala ebisanjya bittaano okuva mu mwaka gwa 1996 omwo era mwe yakiikirira Koboko nga omubaka omukyaala mmemba wa Paalamenti. Margaret Baba Diri mmemba w'akakiiko ka Parliamentary Committee ku Commissions, State Authorities ne State Enterprises era mmemba w'akakiiko k'ebyenjigiriza n'emizannyo.

Obulamu bwe

Margaret Baba Diri namwandu.

Ebyawandiikibwa

Tags:

Margaret Baba Diri Obuto nemisomoMargaret Baba Diri EmirimuMargaret Baba Diri Obulamu bweMargaret Baba Diri EbyawandiikibwaMargaret Baba Diri

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

EntababutondeGirimaneMbogoKadimiyaamu(Cadmium)BaibuliHelsinkiRose MwebazaOkugunja ebigambo(Conceptualisation)OsascoEbyobufuna bya Buganda eyedda(the Political economy of precolonial Uganda)Bukedea (disitulikit)Bombo, YugandaSylvia TamaleAkafubaKatumba WamalaArgentinaNooweEssomabuzaale (Genetics)Ebitontome bya Charles Muwanga ebya SayansiPpookinoJudy Rugasira KyandaEssomampimo (Geometry)South AfricaAsuman BasalirwaYugandaEmpewo eya kiwanukaLesothoKieran TierneyOkuwangaala mu LugandaJessamine County, KentuckyNigeriaBududaPeruAmambuluggaEbirwaza(Diseases)YengaENKOKO ENNANSI EREETA AMAGOBAWinnie KiizaKhalid AuchoBerlinSarah Achieng OpendiEKIFUMUFUMUSsekabaka Mutesa IIEkigereObwoka mu batoOsakaSsekabaka Daudi Cwa IIObulwadde bw'AkafubaGhanaEZISUSIBWA ENVA ZE ZINOHannz TactiqOmulangiriziYulaniyaamu (Uranium)AniyaAmakumi abiri mu musanvuKabakaEmpisa ez'Obuntu(Morals)Eddiini ya BugandaNolweOKULIMA ENNYAANYAObubulwaMowzey RadioEddagala lya ulcers ez'omulubutoMozambiqueEddy KenzoEnjatuzaYokohama🡆 More