Lillian Obiale Paparu

 

Lillian Obiale Paparu yazaalibwa mu 1978, nga munabyabufuzi Omunayuganda awereza nga Omubaka wa Paalamenti, akiikirira Disitulikiti ya Arua. Alina akakwate ku kibiina kya National Resistance Movement (NRM) ekyebyobufuzi ng'era y'abakwatira bendera. Mukulonda kwa NRM okwokusunsula, yavuganya Diana Ayikoru ne Immaculate Bako, oluvannyuma ne yeesimbawo nga tavuganyiziddwa.

Obulamu bwe n'okusoma kwe

Paparu yazaalibwa Col. Nelson ne Evelyn Obiale, nga wakubiri ku baana musanvu. Oluvannyuma lw'omwaka , kitaawe yagenda mubuwangaguse olw'okuba eyali pulezidenti Idi Amin yali agiddwa mu buyinza. Famire oluvannyuma yasenga n'egenda mu buvanjuba bwa Democratic Republic of Congo (DRC).Bweyali awezezza emyaka egigenda okusoma pulayiale, yakomawo mu Uganda gyeyali abeera ne ssenga we mu muluka gwa Opia mu Disitulikiti ya Arua. Yasomera ku Opia primary school, ate oluvannyuma ku Ekarakafe primary, gyeyamaliriza P7 mu 1994. Yagenda ku Ediofe Girls somera siniya, nga gyeyamalira era n'afuna ebaluwa ya S6.

Yasomera ku Yunivasite ye Makerere, gyeyafunira Diguli mu byensonga z'ebitundu n'embeera z'abantu mu 2002. Yaddamu n'asoma ng'amaliriza Diguli ye n'afuna Dipulooma mu Busomesa mu 2004, ate oluvannyuma Diguli ey'okububiri mu Busomesa mu 2007.

Emirimu gye

Mu 2009, Paparu yeegata ku kibiina ekirwanirira enkulakulana y'ebitundu by'Omubyalo nga y'avunaanyizibwa ku pulogulaamu ezinaaberawo ate oluvannyuma nga y'adukanya pulogulaamu mu kibiina kino ekya Community Empowerment for Rural Development CEFORD. Yali musomesa ku Uganda Christian University, e Mukono, ate oluvannyuma n'asomesa kutabi lya yunivasite eno esinganibwa mu Arua.

Obulamu bwe

Papru mukyala mufumbo nga baawe ye Simon Ababo, akola ng'adukanya ebyemirimu mu Disitulikiti ya Arua nga balina abaana babiri.

Laba ne bino

Ebijuliziddwaamu



Ewalala w'oyinza okubigya

Tags:

Lillian Obiale Paparu Obulamu bwe nokusoma kweLillian Obiale Paparu Emirimu gyeLillian Obiale Paparu Obulamu bweLillian Obiale Paparu Laba ne binoLillian Obiale Paparu EbijuliziddwaamuLillian Obiale Paparu Ewalala woyinza okubigyaLillian Obiale Paparu

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Gautama BuddhaAngolaLugajambula (Predator)Ensenga yababundabunda KyangwaliEmbeera y'obudde mu ugandaBuddoRonald ReaganSiriimuBetty NamboozeRosemary SenindeENKYUKAKYUUKA MU MBEERA Y’OBUDDE BW’ENSI N’ENTEEKATEEKA MU BITUNDU OMULI ENNYANJA NNALUBAALEEbyobuzimbeNigerCameroonLuganda - Lungeleza dictionaryKenyaBurkina FasoTheodore SsekikuboKatie KibukaEkirwadde ky’ebolaJapanEnkakaEnkyusabuzuba (Chemicals, Pure susbstances)Paulo MuwangaEngozo n'Engolo(Cams and Cranks)Princess Elizabeth of TooroCayinaAisa Black AgabaEnergyMbwaJose ChameleoneKookolo w’omu lubutoNapooleon BonapatMpigi (disitulikit)Mariam NaigagaEkirwadde kya CholeraEnjobeEmmanvuKayunga (disitulikit)Muhammad SsegirinyaAmateeka agafuga Empandiika y'OlugandaEkibazamukisa(Probability)MulyangogumuMasakaBugandaOkuwandiika Baguma MuhendaBomboArgentinaEkitangaalaEnsenkeStella Nansikombi MakubuyaEmeere bugaggaObuwakatirwaBuyonaaniVladimir PutinEnnyingo(Terms, nomials)Kakadde kamuEby'obutondeIrene Ovonji-OdidaOmwesoBudadiriMalawiKabakaNgwabuzito🡆 More