Joanita Kawalya

  Joanita Kawalya muyimbi ate mulwanirizi wa ddembe.

Munnakibiina ky'abayimbi ekya Afrigo Band , ekibiina ekikyasinze okuwangaala mu Uganda, ekyakabeerawo okuva mu mwaka1975.

Obulamubwe n'ebyenjigiriza

Kawalya yazaalibwa omuyimbi omugenzi Eclaus Kawalya nga 5 omwezi ogusooka 1967. Yakola ng'omusomesa ku ssomero lya Lubiri Senior Secondary School wakati wa 1989 ne 1993.

Obulamu bwe obw'okuyimba

Kawalya yatandika okuyimba ng'akyali mwana muto ddala. Yeegatta ku kwaaya y'essomero oluvannyuma yafuuka omu ku ba "The Wrens", kitaawe bwe yali omugenyi omuyimbi ku bbandi eyo.Yali atwala ffamire ye yonna. Yeegatta ku Afrigo Band  mu 1986 ng'alina emyaka 19 gyokka bwe yali asikira mugandawe eyali ayimba ng'ennyonza Margaret eyali agenda e Germany. Yayimbanga nga bw'agattako okusoma kkoosi y'obusomesa ku Ssetendekero wa Kyambogo mu 1993, yalekulira obusomesa essira n'aliteeka ku kuyimba n'okulabirira abaana be ababiri baalina.

Obuvunaanyizibwa obulala

Akozeeko nga omuwabuzi mu pulojekiti ekwanaganya okubudaabuda abalina akawuka akaleeta mukenenya eyitibwa "Walter Reed project" nga beegattira wamu ne pulojekiti ya Makerere Johns Hopkins. Kawalya era akolaganira wamu kkampeyini elwanyisa siriimu ng'akola ng'omulungamya ku mukolo gwa Nabagereka gw'ategeka buli mwaka ogwa by'obuwangwa, n'e Kisakaate. Kawalya yenyigira mu kugunjula emiti emito.

Gyebuvuddeko yenyigira lukungaana olwamala wiiki e Makerere n'ekigendererwa ky'okulaba eddembe ly'obuntu olwategekebwa e ssomero ly'abakyala n'eddembe ly'obuntu.

Amaka

Joanita Kawalya mufumbo alina abaana babiri.

Laba na bino

Ebijuliziddwa

Eby'ebweru


Tags:

Joanita Kawalya Obulamubwe nebyenjigirizaJoanita Kawalya Obulamu bwe obwokuyimbaJoanita Kawalya Obuvunaanyizibwa obulalaJoanita Kawalya AmakaJoanita Kawalya Laba na binoJoanita Kawalya EbijuliziddwaJoanita Kawalya EbyebweruJoanita Kawalyaen:Afrigo Banden:Uganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Yulaniyaamu (Uranium)OluwumuKieran TierneyOkugunja ebigambo(Conceptualisation)Essomampuyisatu (Trigonometry)John Mikloth Magoola Luwuliza-KirundaYei Joint Stars FCSeroconversionNakasigirwaKakadde kamuCredonia MwerindeEsigalyakagoloPulesaAmabwa munda w’obulagoEbika byabugandaPaltogaNkumi ssatuAmakumi asatu mu ssatuNepalDorcus AjokPpookinoGhanaMolingaAmerikaUsing Ebifundiwazo (Acronyms) to form scientific concepts in LugandaKatumba WamalaEmizannyo gy'AbagandaJudy Rugasira KyandaEnsiObulwadde bw’ekiwangaBazilio Olara-OkelloMuntunsolo ya byanfuna(homo economicus)YokohamaOkubeera olubutoEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSIDemocratic Republic of CongoBrasilAstrakhanObwoka mu batoLibyaNovosibirskEddagala ly'Okulumwa OmutweEnjatuzaNamasoleEgyptNelson MandelaRegina MukiibiENKOKO ENNANSI EREETA AMAGOBASylvia TamaleDonald TrumpFlavia Nabagabe KaluleOMULULUUZAEKIGAJIEssaza Ekkulu erya Kampala (Eklezia Katolika)BotswanaOkuggyamu olubutoEryokanga n’etonyaOkusesemaKenyaRuth NankabirwaRomeOlufungi (Fungus)São Tomé and PríncipeAfirika🡆 More