Jamila Lunkuse

 

Jamila Lunkuse (Yazaaliwa nga 1 Ogusooka 1997) Munnayuganda, muwuzi. Yavuganya mu mpaka za women's 50m freestyle ku 2012 Summer Olympics mu London, nga y'amaliriza mu ddakiika 28.44 nga yakwata kifo kya 52. Yakiikirira Uganda mu mpaka za Rio 2016 Olympics.

Emisomo gye n'obuto bwe

Jamila Lunkuse y'omu ku baana 4 ab'azaalibwa Yusuf ne Janat Nansubuga Nsibambi. Yegatta ku Plymouth College mu 2013 ku sikaala y'eby'emizannyo ng'atannaba kwegatta ku University of Brighton okusoma essomo lya biziensi n'obwakitunzi.

Eby'amanyi bye yafuna

Mu 2013, Jamila Lunkuse yawangula emidaali munaana mu CANA Zone 3 n'empaka 4 ez'annantameggwa mu Kuwuga ez'ayindira mu Lusaka, Zambia. Jamila yawangula emidaali gya zaabu 7 eza 50m mu sitayilo ez'enjawulo mu kuwuga eziyitibwa breaststroke (yateeka likodi), 100m breaststroke, 200m breaststroke, 100m freestyle, 200m freestyle, 50m butterfly and 200m. N'omudaali gwe ogwa Ffeeza mu 50m freestyle.

Awaadi z'eyawangula

  • 2013 - Rwenzori Uganda Sports Press Association Sportsman of the Month (April)

Ebijuliziddwamu

Ebijjuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

 

Tags:

Jamila Lunkuse Emisomo gye nobuto bweJamila Lunkuse Ebyamanyi bye yafunaJamila Lunkuse Awaadi zeyawangulaJamila Lunkuse EbijuliziddwamuJamila Lunkuse Ebijjuliziddwamu ebyebweru wa WikipediyaJamila Lunkuse

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Ebyobuwangwa (Culture)MolingaEKIBWANKULATABarbara KimenyeRoubaixKisoroBazilio Olara-OkelloWalifu y'OlugandaOkugajambula(Predation)ButurukiEddagala ly'Okulumwa OmutweEssomampisaAMANNYA GABEFFUMBEYisaaka NetoniMuwenda Mutebi II, Kabaka wa BugandaEttalo(Septic arthritis)MukaagaCayinaMbogoEbikolwaOMULULUUZAOkusiriiza entamuEnkwa Ebivu, n’ebiwuka ebirala by’ewale awamu n’endwadde zebireeta ku Ddundiro lyoEssomabwengulaMbwaTokyoEMMYEZIEddagala lya ulcers ez'omulubutoEkimuliKrasnoyarskMichael EzraSão Tomé and PríncipePaulo MuwangaOkubeera olubutoBakakensa ba Buganda abedda (the Scientists and Philosophers of ancient BugandaEsomoka tewolomaEmizannyo gy'AbagandaTito OkelloEmbu z'AmannyaEkitangaalaAmerikaDiana NabatanziOmskGhanaAmakumi abiri mu nnyaBombo, YugandaOmugatte (Sum)KenyaPakubaMozambiqueWikipediaEkyekebejjo (Empiricism)Eddy KenzoRegina MukiibiDdaazaJosephine WapakabuloNkumi ssatuEddagala eriyitibwa Mwambala zitonyaEbyetaago by'Obulamu eby'Omwoyo (the Spritual needs of Life)Ebyobufuna bya Buganda Eyedda (the Political economy of precolonial Buganda)🡆 More