Irene Linda Mugisha

 

Irene Linda Mugisha
Eggwanga Uganda
Obutuuze Munnayuganda
Obuyigirize Yunivasite ya Moon

Yunivasite ya Uganda Martyrs
Emirimu Munnabyabufuzi, era mujjanjabi wa bwongo
Gyakoledde Kabarole Local Government Council

Kasusu Cell, Fort Portal City

Obukiikaddyo bwa Munisipalite ya Fort Portal
Paalamenti ya Uganda
Ekimututumusiza Byabufuzi
Ekitiibwa kye Mmemba wa Paalamenti
Ekibiina ky'ebyobufuzi National Resistance Movement

Irene Linda Mugisa, Mukyala Munnayuganda, munnabyabufuzi, musawo wa bwongo era Omubaka mu Paalamenti akiikirira ekiuga ky'e Fort Potal muPaalamenti ya Uganda 11 nga akiikirira ekibiina ky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement.

Ebimukwatako n'emisomo gye

Mugisa Diguli ye mu misomo gya social and community development yagifunira ku Yunivasite ya Mountain of the Moon, Dipuloma mu kubudaabuda abantu n'agifunira ku Yunivasite ya Uganda Martyrs, saako ne Satifikeeti okuva mu masomo ag'enjawulo omuli (gender and development, policy making and implementation in local government, finance business and customer management).

Ebikwata ku mirimu gye

Mugisa alina obumanyirivu mu by'obufuzi bwa myaka 20, ng'abudaabuda abantu saako n'obuwandiisi ku kakiiko ka Gavumenti ey'awakati mu Kabarole. Era mukyala mukugu mu by'enkulakulana n'obumanyrivu mu kubudaabuda abantu era akoze n'ebitongole by'obwannanyini ebiwerako.

Mu 1997 Mugisa yaweereza ng'akulembera Kasusu cell mu Divizoni y'ekibuga kya Fort Portal. Era yaliko omuwandiisi mukitongole ekikwasaganya ekikula ky'abantu mu Divizoni y'obukiikaddyo bwa Munisipalite y'e Fort Portal.

Mu 2001, yalondebwa ku bwa Kansala w'abavubuka mu Disitulikiti y'e Kabarole n'oluvanyuma n'alondebwa ku bw'omuwandiisi mu kitongole ky'ebyensimbi n'okuteekeratekera Disitulikitiku myaka 24 era yeyali omuto ku bakulembeze abalala.

Mu 2021, Mugisa yawangula eky'omubaka omukyala ow'ekibuga ky'e Fort Portal City Woman MP race.

Ebijuliziddwamu

 

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Obuufu oba Obuyitiro (Mathematical Locus)KawandaNwoya (disitulikit)EnvaStella Nansikombi MakubuyaKilimanjaroOlupapula OlusookaEsther Mayambala KisaakyeOkwagala(Love)PeruMichael EzraOMUGASOFreda Mubanda KasseMowzey RadioObulemu ku maasoENKYUKAKYUUKA MU MBEERA Y’OBUDDE BW’ENSI N’ENTEEKATEEKA MU BITUNDU OMULI ENNYANJA NNALUBAALEEDDAGALA LY’ENVA N’EBIBALAEntaba-wordsNamungina z'ebipimoOkugajambula(Predation)TunisiaObulwadde bw'OkwebakaMariam LuyomboUganda National Cultural CentreLugajambula (Predator)Olubuguumiriro lw'Enkulungo y'EnsiPaul HasuleSiriimuImmaculate AkelloFrancis ZaakeCleopatra KoheirweBufalansaMulalamaMuwenda Mutebi II, Kabaka wa BugandaEddiini ya BugandaOmwesoObukwafu n'Obukwafuwavu(Thickness and density)Gloria NansubugaTororo (disitulikit)EssomabuzaaleAsiaZari HassanNzikiriza y'AbatumeRakai (disitulikit)Barbara KaijaAkatale ke RugombeEBISOKOAustralia (ssemazinga)Specioza KazibweThe mithApacEnsenga yababundabunda KyangwaliNakasigirwaEmbu z'EbigamboThe concepts necessary for Luganda discourse on the science of electricityBuliisa (disitulikit)LungerezaKazannyirizi(Character)Enyanjula y’EntobaziOmubalanguzi(mathematician)Theodore SsekikuboEmmere gyoowa ebisolo n’ EbiriisaGautama BuddhaEnnyingo(Terms, nomials)Lumonde owa Kipapaali mulime owonnya obwavuLawrence Mulindwa🡆 More