Entunnunsi

ENTUNNUNSI Entunnunsi nayo emanyiddwa nga puleesa eyawagulu, ye mbeera ebeerawo ekseera ekinene/ekiwanvu okujanjabwa era nga omusaayi mu misuwa gukubira kumukumu/kubwangu era nga gubaba gweyongera.

Entunnunsi tetera kubeera na bubonero. Entunnunsi erwawo newankabadde, eteeka kubunkenke bwo kufuna obulwadde bw’emisuwa, okusanyalala, okulemererwa kw’omutima, obulwadde bw’obwongo, obalaba, n’obulwadde bw’ensigo. Entunnunsi etekebwa mu bika bibiri: enunnunsi eyawansi, neyawuggulu. Ebitundu 90-95 ku 100, entunnunsi ebeera yawansi , nevunulwa nga entunnunsi eyawaggulu olw’okuba tewali bulamu bulambulukufu na mbeera z’abantu. Ebintu mu bulamu ebyongeza ku bunkeke mulimu, omunyo ogususe, okugejja okususe, okufuwa taaba n’omwenge.ekitundu ekisigaddeyo ekya 5-10% ku bibeerawo bitekeddwa nga entunnunsi eyawaggulu, evvunuddwa nga entunnunsi eyawaggulu olwobutamanya bigireta nga obulwadde bwensigo, okukendeza ku misuwa gy’ensigo n’okukozesa empeke ezitangira okuzaala. Entunnunsi eragibwa mu bipimo bibiri; entunnunsi ebeerawo omulundi ogumu n’eyo ebeerawo emirundi ebiri era nga ze pulessa eyawaggulu n’eyawansi mu mitendera. Entunnunsi entuufu ng’omuntu awumuddeko eri wakati wa “100-140 millimetrs mercury”, entuununsi y’omulundi ogumu ate ey’emirrundi ebiri wakati wa “60-90mmhg”. Entunnunsi eyawaggulu ebeerawo singa entunnunsi eyabuljjo eremera okba waggulu wa “140/90mmhg”, bantu abakulu abasinga. Embalirira ey’enjawulo esinga kubera mu baana. Okubalirira/okwekenenya entunnunsi buli kadde kulabika kusinga okubeera mu yateesi n’okebera/n’opima entunnunsi Ebyokukyuka mumbeera y’obulamu n’obulamu n’obujanja bikendeenza kuntuununsu n’okukendeza ku bunkenke bwokufuna obuzibu mu bulamu. Enkyukakyuka mu bulamu mulimu okukogga, okukendezza ku nyingizza y’omunnyo, duyiro n’endya ennungi, singa enkyukakyuka y’ebintu mu bulamu tebimala, olwo obujanjabi bwentunnunsi bukozesebwa. Waliwo ebika nga bisatu ebyobujanjabi bwe ntunnunsi mu bitundu 90 ku 100 mu bantu. Enzijanjaba y’entunnunsi eyawaggulu namaddala egenjawulo ekwetaganyizibwa n’obulamu n’obulamu obusubirwa okuba obulungi. Ekiva mu bujanjabi bw’entunnunsi wakati wa “140/90” tekimanyiddwa bulungi n’okwejukanya okufunamu n’abalala okufana obujanjabi kuby’okufunamu. Entunnunsi eya waggulu ekosa wakati wa 16 ne 39 ku 100 ku bantu mu nsi yonna. Mu 2010, entunnunsi yali ekkirizibwa okuba ensonga mu bitundu 18 ku 100 (obukadde 9.4) abafudde.

OBUBONERO KW’OLABIRA; Entunnunsi tetera kubeera na bubonero na bubonero, era okugyitegeera etera kubeera mu kulaba mubiri gw’omuntu nga bakozesesa ebyuma bikalimagezi oba okuna obulabilizi bw’omuddwaliro ku kizibu ekitwatagana. Abamu ku balina enttunnunsi eyawaggulu baloopa okulumwa omutwe ogumeruka, okuwogganira mu matu, obutalaba bulungi , okuzirika emirundi egiweera. Obubonero bunno, newankubadde buyinza okukwataganyibwa n’okuyayana okusingira ddala entunnunsi ey’awaggulu yennyini. Mu ku kukebera ku mubiri, entunnunsi eyinza okukwataganyizibwa n’okuberawo kwenkyukyuka mubya maaso. Enkyukyuka eno epimibwa mu mitendera okuva ku i-iv; omutendera ogusooka n’ogwokubiri kiyinza okubeera ekizibu okwawula.

ENTUNNUNSI Y’AWAGGULU Entunnunsi n’obubonero obwenkalakalira obwogerwako buyinza okuleeta entunnunsi y’owaggulu nga entunnunsi olwobutamanya kugyireeta. Eky’okubirako, embeera y’obulwadde ereeta obunene obusukiride, sukaali atogumikiriba, obutalabika bulungi mu maaso, okugejja ensigo oba ebibebega n’obubonero ku mubiri bwa kakobe. Embeera y’entunnunsi ereeta okukogga, n’okwagala ennyo okulya, omutima okukubira waggulu, amaaso okugejja. Omusuwa omukulu guyinza okukwataganyizibwa ku bitundu by’omugongo n’enewasigadde okuva ku konno oba ddyo ku lwajuze lw’owakati mubifo byombi. Okulonkoma nomusuwa omukulu kuleeta okukeendeza ku ntunnunsi mubitundu ebirinanye emikono n’okukeleya oba obutabaawo kubagana kwemissuwa. Ebintu nga “pheochromocytoma” bireeta embeera eyembagirawo eyentunnunsi n’okusokerwako okulumwa omutwe, okupeeruka n’okutuyana okuyitiridde.

AKATYABAGA K’ENTUNNUNSI Embeera eyitiridde, okwengeza kwentunnunsi nga kwenkana ne oba okusinga omulundi ogumu (180) oba emirundi ebiri(110) nga kiyinza okuyitibwa atyabaga k’entunnunsi. Atyabaga k’entunnunsi katekebwa mu mitendera nga oba entunnunsi eyamangu oba eyembagirawo, okusizira ku kubeerawo oba obutabeerawo bw’okukosebwa bwekitundu ky’omubiri mu mitendera. Muntunnunsi eyembagirawo, tewali bujulizi bwokukosebwa kwekitundu kyomubiri ekiviramu entunnunsi okulinya. Mumbeera eno, eddagala lyomukamwa likozesebwa okukendeza entunnunsi mu mitendeera wakati wa ssaawa 24 ppaka ku ssaawa 48. Mu ntunnunsi ey’amangu waliwo obujulizi bwobulemu ku bitundu by’omubiri obwenjawulo. Ekitundu ekisinga okukosebwa mulimu obwongo,ekibumba,omutima n’amawuggwe, obubonero abazaala mulimu okubuzabuzibwa, okulumwa mukfuba n’obutassa bulungi. Mu ntunnunsi ey’amangu, entunnunsi erina okukendezebwa mu bwangu okuyimiriza okukosebwa kwebitundu ebimu. Newankubadde, tewali bujulizi bumala ku kinno.

EMBUTO Entunnunsi zibeera mu bembuto abali wakati wa 8- 10% ku buli 100. Okubeera puleesa emirundi ebiri mu ssawa mukaaga kitwalibwa ng’okukeberebwa kw’entunnunsi mu bakyala b’embuto. Entunnunsi ezawaggulu mu mbuto zitwalibwa wamu nga entunnunsi ezabeerawo edda.embeerya “pre- eclamasia” mu kitundu ky’olubuto okugeberwa okuzaala kulabibwa ku ntunnunsi ezeyongera n’okubeerawo kibirisa mu musulo Embeera eno etukawo mubitundu 5 ku buli 100 mu mbuto ate era ng’evunanyizibwa nti yeleeta abakyala mu obutundu 15 ku buli 100. Embeera eno ekubisaamu emirundi ebiri obunkenke butokutirwa abaami. Ebiseera ebisinga tewali bubonero bwa okugyiraba obubonero bw’embeera eno bwebulabika, watera okubeerawo okulumwa omutwe, obutalaba bulungi mu mataala agaaka ennyo, okusesema, obulumi mu lubuto n’okuzimba, obulwadde bwensigo n’endwadde endala nnyingi nga omusaayi okwekwata mu mubiri. Mukugeregeranya, entunnunsi ng’omuntu tannazalibwa kinnyonyolwa ng’entunnunsi mu bembuto ngatemuli birisa ebizimba omubiri mu musulo. ABAANA Abaana babeera bayisibwa bubi nnyo, tebaba na maanyi n’obuzibu mu kussa kiyinza okukwataganyizibwa n’entunnunsi mu baana abato. Mumbeera abakulukulu, entunnunsi eyinza okuleeta okulumizibwa omutwe,okuyisibwa obubi, okugejja ennyo, obutalaba bulungi, okwerumika n’okusanyalala mu maaso.

EBIREETA ENTUNNUNSI ETUNNUNSI Y’AWANSI Entunnunsi eva mu kwegata kw’obusimu mu mubiri n’ebintu ebitwetolodde. Engeri ennyingi eyengeri obusimu gyebukyukamu n’okukowa. Puleesa y’omusaayi bizuuliddwa era n’engeri etalabika ey’obusimu- gyebukyukamu n’okukosa ennyo puleesa y’omusaayi. Aba GWAS nabo bazudde obusimu 35 obukwatagana ne puleesa. Obusimu 12 ku buno bwazuliddwa nga buleeta puleesa.

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Mariam NaigagaOkwagala(Love)EbijanjaloRepublic of CongoAlubbaati AnsitayiniEkigaji ddagalaOmwololaBaltic SeaLiberiyaEnsengeka edda waggulu(ascending order)Rosemary SenindeEritreaMauritiusEkitookePaulo MuwangaKazannyirizi(Character)Kyankwanzi (disitulikit)Olubuguumiriro lw'Enkulungo y'EnsiNamungina z'ebipimoKookolo w'EkibumbaAloiEnkakaJackie SenyonjoOmuyembeEbyafaayo bya UgandaAmabwa agatawonaLumonde owa Kipapaali mulime owonnya obwavuEndwadde y’omutimaYei Joint Stars FCJosephine OkotZambiaObunnafu mu mubiriOkukomola AbasajjaEkibazamukisa(Probability)Judith Peace AchanJackson County, GeorgiaEkimuliOkuwandiika Baguma MuhendaEnkokoAdolf HitlerEddagala erigema olukusenseAmaanyiSaratovBoda-bodaEngozo n'Engolo(Cams and Cranks)OKULUNDA EKOOKO ENANSI NENZIJAJABAEnnima ey'obutondeStella Nansikombi MakubuyaMulyangogumuKatie KibukaAmakumi ataanoBetty NamboozeZzaabuEmbu z'AmannyaBurkina FasoAmakumi abiri mu ssatuSanyu Robinah MwerukaRwandaEnyanjula y’EntobaziEkibulunguloBbuulweThe mithUganda National Cultural CentreSiriimu🡆 More