Air Empewo

IALI NGO has been authorised by terminologist Muwanga Charles to post this article from his Luganda scientific works on Luganda wikipedia for free public consumption.

Empewo(air)

Kino kika kya mukka/ggaasi oba kitundu ku mukka . Empewo by'ebirungo by'emikka oba ggaasi ezikola nampewo (earth’s atmosphere) . Empewo gwe mukka oba ggaasi omulongoose mwe tubeera era gwe tussa.

Empewo terina langi (kkala) yadde okuwunya kwonna . Okufaanana ng’ebintu ebirala byonna empewo erina obuzito era yereetawo okunyigirizibwa kwa nampewo (atmospheric pressure). Mu kyangaala temubaamu mpewo era n’obwengula  wabweeru wa nammika(cosmos) tewali mpewo. 

Empewo ye ggaasi erina omugattiko gwa nayitologyeni(78%) , okisigyeni(20%) , Agoni(0.94%) , kaboni-bbiri-okisayidi(0.03%) , ayidologyeni 0.01%), neyoni( 0.00123%), keriyaamu (0.0004%) , kaliputooni(0.00005%) ne Ekisenoni(0.000006%).

Ensolo n’ebimera byetaaga empewo okubaawo. Abantu beetaaga wokisigeni ali mu mpewo eno okuba abalamu. Mu mubiri gw’omuntu, amawuggwe gasobozesa omusaayi okufuna wokisigeni ate negajja kabokisaidi mu musaayi guno , kabokisaidi ono nazzibwa mu mpewo.

Empewo eyinza okwononebwa (pollution) omukka ogulimu munyale (smoke), ne ggaasi ezimu nga kabonimonokisaidi . Okwonoonebwa kw’empewo kyekimu ku biyinza okuba nga bireetawo “olubugumu mu lwebulungulo lw’ensi (global warming). Olwa sayansi ayitimuse n’akola empuliziganya n’entambula ebyomulembe awamu ne yindasitule ezifulumya emikka egy’obulabe olwebulungulo (globe) kati kiringa kyalo ekiri awamu.

Emigaso gy’empewo tegirojjeka ; Awatali mpewo tewandibaddewo bulamu ku nsi. Abantu baba bazirika mu busikonda era mu kaseera katono ne bafa mu kyangaala . Ennyonyi zikozesa ebiwujjo(properlers) okutambuza empewo okuyita ku biwawatiro byazo . ekizisobozesa okubuuka mu bbanga.

Empewo bw’ewola efuuka kakulukusi(liquid) , bwenyogoga n’efuuka muzira ate bwebuguma n’efuuka ggaasi. Empewo ebuguma kintabuli gya ggaasi. N’olwekyo empewo kintu, bintu oba kitundu kya ndagakintu.

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

NakongezakikolwaEnsibuko y'emizimu n'emisambwa ogimanyi ?EnergyNnyaNapooleon BonapatLuganda - Lungeleza dictionaryJudith Peace AchanKamwenge (disitulikit)LibyaEbyafaayo bya UgandaJustine Lumumba KasuleEmitendera gy'enkula n'enkulaakulana y'omwana(the stages of child growth and development)Boda-bodaMeriwether County, GeorgiaEsther Mayambala KisaakyeMode Gakuen Cocoon TowerEnsenkeOmusimbagalo=Omutangenta (Tangent function)MasakaKookoweGhanaOmwololaBulungibwansiBudadiriOmuyembeCleopatra Kambugu KentaroEbyobulimi mu UgandaSsekalowooleza KawumpuliEby'obutondeAloiMuteesa I of BugandaKizza BesigyeAsinisi Fina OpioObuwangaaliro obw'Obutonde(the natural environment)Ensolo LubbiraBakakensa ba Buganda abedda (the Scientists and Philosophers of ancient BugandaCaayiCameroonEndagabwolekeroJames OnenUfaEnvaCayinaLangiRomeKyendaMichael EzraAngella KatatumbaObuwakatirwaEkibalanguloDonald TrumpEKIKA KY'EMPEEWOAdolf HitlerIan WrightMalawiBakitiiriyaRwandaBurundiYei Joint Stars FCENGERO ZA BUGANDAPader (disitulikit)Okuwandiika Baguma MuhendaRema NamakulaAlgeriaSouth Sudan🡆 More