Cerinah Nebanda

  Cerinah Nebanda (1988–2012) yali mubaka wa palamenti ya Uganda, ng'akiikirira Butaleja District Women's Constituency.

Okufa kwe ng'aweza emyaka 24, mu Ddesemba 2012, kwaviirako enkaayana mu by'obufuzi.

Okufa n'okunoonyereza okw'oluvannyuma

Lipoota y'omukugu wa gavumenti ey'oluvannyuma lw'okufa yagamba nti enjaga, heroin, omwenge, n'ebiragalagala bingi byasangibwa mu musaayi gwa Nebanda, mu byenda, ne sampolo z'ebitundu.

Kyokka mu kuziika Nebanda, Sipiika Rebecca Kadaga yagaana lipoota eno. Pulezidenti wa Uganda Yoweri Museveni yegaana nti National Resistance Movement, ekibiina ky'eby'obufuzi ye n'omugenzi Nebanda kyebaalimu, kye kyamutta. Olupapula lw'amawulire oluyitibwa The Observer lwalaga nti abamu ku babaka ba palamenti (MPs) ba Uganda [b'ani?] balowooza nti Nebanda yaweebwa butwa, kubanga yali avumirira gavumenti, era nti eggwanga lyali "likwata omuntu yenna ateeberezebwa okuba ng'asaasaanya ebigambo ebiri mu ttuuba eryo." Mubaakwatibwa kwaiko ababaka babiri, ng'omu ku bo yali Mohamed Nsereko.

Emabegako, olupapula lw'amawulire olwa Daily Monitor lwali lutegeezezza nti omusawo ab'omu maka ga Nebanda gwe baali basabye okwekebejja sampolo ze yali yakwaatibwa ng'agenda mu South Africa.

Nga 2 Gatonnya 2013, poliisi yalangirira nti baali bagguddewo okunoonyereza ku nfa ya Nebanda era ne bakigatta n'ekyo kye baayita "ekibiina ky'eddagala erikola mu nsi ezitali zimu omuli Uganda, Pakistan, ne South Sudan". Nga 4 Gatonnya, muganzi wa Nebanda, Adam Suleiman Kalungi, yakwatibwa e Kenya n'atwalibwa mu Uganda okubuuzibwa ebibuuzo poliisi. Mu mwezi gw'omusanvu 2014, yaggulwako emisango gy'obumenyi bw'amateeka egikwata ku nfa ya Nebanda .

Okujjukiza

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Amaanyi g’EnjubaOkugajambula(Predation)Endwadde y’omutimaOkukola ebyotoKibingo, KenyaKampalaOmwoloolaAkatale ke RugombePader (disitulikit)EnsaaluAmambuluggaOkusengekensonga okw'ekibalo(Mathematical logic)MaliOlubuguumiriro lw'Enkulungo y'EnsiRubindiNzikiriza y'AbatumeKikanja john baptist/sandboxSsekalowooleza KawumpuliMariam NaigagaYisaaka NetoniEppaapaaliBubirigiDavid BahatiDemocratic Republic of CongoMasakaOmusimbagalo=Omutangenta (Tangent function)EssomabuzaaleAngella KatatumbaWikipediaEbikolwaJackson County, GeorgiaNakasigirwaForceSanyu Robinah MwerukaEnsolo LubbiraRakai (disitulikit)CameroonObulwadde bw'OkwebakaEmmere gyoowa ebisolo n’ EbiriisaEby'obutondeJustine NabbosaAlubbaati AnsitayiniKabakaAnita AmongEngozo n'Engolo(Cams and Cranks)Amateeka agafuga Empandiika y'OlugandaMpuyimusanvu (heptagon)Stella Nansikombi MakubuyaEmpalirizo(Force)Entababaganya n'Entababuvobwawamu(Society and Community)Okusengeka namba (Ordering numbers)Joan KageziJesu KristoBujuukoOkulima amayuniBassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abedda(The Great Thinkers of Ancient Buganda)SiriimuCaayiYoweri MuseveniBeti Kamya-TurwomweLangiFrancis ZaakeCleopatra Kambugu KentaroParisEkibazamukisa(Probability)🡆 More