Sam Ssimbwa: Munnayuganda omukugu

 

Sam Ssimbwa (yazaalibwa mu 1967) Munnayuganda omukugu mu kusamba omupiira era maneja.

Emirimu gye ng'omutendesi

Yazaanyira kiraabu ssatu: KK Cosmos (1986), KCC FC (1987-1995) ne Mbale Heroes FC (1999-2000). Era yazannyira ko mu ttiimu ye Ggwanga ey'omupiira gw'ebigere.

Atendese ku kiraabu nga Health FC (1998), Mbale Heroes FC (1999-2000), Masaka LC FC (2001), Military Police FC (2002), KCC FC (emirundi ebiri mu 2002 & 2009), Top TV FC (2003-2004), kiraabu ya Rwanda eya ATRACO FC (2006), Express F.C. (2007), Simba SC (2008) ne kiraabu ya Kenya eya Sofapaka F.C. (2009-2010).

Okuva mu Gwekkuminogumu okutuusa mu Gwekkuminebiri 2012 yatendeka Ttiimu y'omupiira gw'ebigere ey'eggwanga lya Somalia. Gyebuvuddeko abadde akulira abatendesi ba SC Victoria University. oluvanyuma yatendeka Express F.C. n'eya Rwanda Police F.C. Nga 1 Ogwekkumi 2014 SC Villa yalonda Ssimbwa ng'omutendesi.

Famire ye n'abaana Milly Bayiyana Rebecca Nakayenga Faith Nakamanya William nakibinge Nassuna Sharon Ssimbwa kauthara

Ebijuliziddwamu

Template:Somalia national football team managers


Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Eryokanga n’etonyaEmpewo eya kiwanukaNamba ez'endagakifoEnnandaBreinigerbergOmunyanyaAmaanyi g’EnjubaBwizibweraAkafubaGambiaOkutabuka omutwe (Schizophrenia)NtauliraNabulagalaAlex MukuluAmakumi asatu mu nnyaBaibuliBulobaOkuggyamu olubutoBurundiRakaiEnte ez'amataMunnassomabusirikitu(Microbiologist)Bukwa (disitulikit)Polotozoowa(Protozoa)OKUMEZESA ENDOKWA Z'EMITI N'OKUZIRABIRIRARay County, MissouriFrancis ZaakeChileEkyekebejjo (Empiricism)OmwesoObwongo (the Brain)Omusujja gw'ensiriSão Tomé and PríncipeEnjubaMauritaniaAkright CityBulungibwansiGreat BritainKabakaAnnette NkaluboOlubuguumiriro lw'Enkulungo y'EnsiEntababaganya n'Entababuvobwawamu(Society and Community)Amayengo (Waves)GuineaIngrid TurinaweEkibalanguloRwashaSandra SuubiCuritibaAkafuba bulwaddeEnsikiso (Pulleys)St. Anthonys Secondary School KayungaLungerezaEssomabuzaaleENNAKU MU SSABIITIThe mith🡆 More