Radio Muhabura

Radio Muhabura yali sitesoni y'ekibiina kya RPF (Rwandan Patriotic Front) mu lutalo lwa Rwandan Civil War okuva mu 1990 okutuusa mu 1994.

Yakolebwa mu 1991 era nga eweerereza mu Uganda. Yali ky'akusalwo ekisooka ku Radio Rwanda, ng'etuuka wonna wabula Obukiikaddyo bwa Rwanda mu masekati g'omwaka 1992. Y'alikodingibwa aba BBC okutandiika n'omwaka gwa 1992. Yatumbula abayeekera ba Gavumenti ya Rwanda abayitibwa "extremist". Mu kuweereza kw'Ogwomwenda 1992 yalumiriza nti amaggye g'ekibiina kya Gavumenti "okutega obutego nga buno bw'ali bwakusaanyawo bavubuka." Mu mwezi Ogusooka 1993, emyezi egy'asooka nga RTLM tennnagenda ku mpewo, Radio Muhabura yavunaana Gavumenti ya Rwanda okutta abantu. Yaganira RPF okwetaba mu kuttibwa kw'abantu ba bulijjo, era yakuza abayeekera ba "Hutu power", eri gavumenti ya Habyarimana, n'abantu okudduka mu maggye.

Yakolanga pulogulaamu y'okukubanganya ebirowoozo ku Bannarwanda abawangalira mu mawanga g'ebweru n'okuteekebwawo kwa Gavumenti empya.

Newankubadde pulogulaamu ya pro-Hutu RTLM (eyafuuka omukutu mu kukuliriza okutugumbulwa kwa Bannarwanda mu 1994) yai ewulirizibwa nnyo, Radio Muhabura yalina abawuliriza batono olw'okuba nti yali eweereza mu Lungereza mu kifo ky'olulimi lwa Kinyarwanda, era n'okwetaba kw'ayo mu lutalo lwa Rwanda olw'omunda tekwogerwako nnyo. 

Okubeerawo kwa ladiyo ya Muhabura kwa tw'alibwa nga obujulizi mu musango gwa Ferdinand Nahimana mu Kkooti y'ensi yonna ekwasaganya ensonga z'okutyobola eddembe ly'obuntu mu Rwanda.

Laba n'abino

Ebijuliziddwamu

Tags:

en:BBCen:Hutuen:Juvénal Habyarimanaen:Radio Rwandaen:Radio Télévision Libre des Mille Collinesen:Rwandan Civil Waren:Rwandan Patriotic Fronten:Uganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Embu z'EbigamboBulobaKifabakaziKabakaEnsenkePhysicsKaggoJudith BabiryeCameroonAlex MukuluOmusujja gw'ensiriDonald TrumpLawrence MulindwaJackie ChandiruTanzaniaOmumbejja Elizabeth ow'e TooroBarbara KaijaBukiikakkonoNolweBoda-bodaDEEDOkukuuma obutonde bw'ensiOlutiko (Mashroom)Okuggyamu olubutoEkirwadde kya CholeraJapanObulemu ku maasoLumonde awusseEkirwadde ky’ebolaMozambiqueEbirogologoObuziba(atoms)Obulamu obusirikituMusanvuNamba enzibuwavu(Complex numbers)Catherine NanziriWalifu y'OlugandaKolera ndwaddeCharles BakkabulindiSenegalOsakaEkikataEleanor NabwisoBagandaSouth SudanEnsiNabulagalaArmeniaNooweOmusoosowazabyanfuna(Materialist)Kisubi kya kyaayiEmbu z'AmannyaOkukoma okuzaalaParisOmusingi gw'Ebyenfuna(The Economic Base)CroatiaEkibalanguloYoweri MuseveniOkutabuka omutwe (Schizophrenia)🡆 More