Grace Bantebya Kyomuhendo

   

Grace Bantebya Kyomuhendo
Obuzaale October 02, 1963



Hoima District
Eggwanga Ugandan
Obutuuze Ugandan
Eby'ensoma Makerere University, Cambridge University, Hull University
Abakozesa Makerere University
Byamanyiddwamu Omulwanirizi w'eddembe ly'abakyala

Grace Bantebya Kyomuhendo (yazaalibwa nga Okitobba 2, 1963) ye munayuganda nga pulofeesa w'ebyenjigiriza ow'e kikula ky'abantuja n'abakazi mu Uganda, akubiriza okwenkanankana kw'abasajja, okukyusa embeera z'abantu n'okussa ekitiibwa mu ddembe ly'abakyala. Era y'omuyizzi w'ebyafaayo by'abantu, omukugu mu kunoonyereza ku mpisa z'abakyala n'empisa z'abantu era y'asomesa mu Makerere University. Ye ne Marjorie Keniston McIntosh baawandiika ekitabo ekiyitibwa Women, Work and Domestic Virtue in Uganda 1900-2003 ekyawangula ekirabo kya Aidoo-Snyder Prize.

Obulamu bwe obwasooka n'obuyigirize

Bantebya yazaalibwa mu disitulikiti ye Hoima. Mu 1987, yafuna diguli Makerere University Kampala Uganda. Mu 1990, yafuna ey'okubiri mu Philosophy (MPhil) Social Anthropology, Cambridge University ne PhD Sociology and Social Anthropologie Hull University United Kingdom mu 1997.

Ebitabo

Bantebya ye yali omunoonyereza omukulu (PI) ku nkola ya yunivasite eyitibwa "KISH Project" eyitibwa "Okusalako okuyigganyizibwa okw'obukaba mu masomero g'eby'enjigiriza aga waggulu mu Uganda". Era yali PI mu pulojekiti ya International Development Research Centre (IDRC) Growth Opportunities for Women (GrOW). Era yali Co-PI mu Eastern African Social and Gender Norms Learning Collaborative (EALC) Network eyakulirwa Makerere University, School of Women and Gender Studies ne CARE International Uganda.

Yafulumya ekitabo ekiyitibwa Transforming the Lives of Girls and Young women in Uganda, Vietnam, Ethiopia and Nepal; Strengthening Linkages between Poverty Reduction Strategies and Child Protection Initiatives era pulojekiti zombi zaaweebwa ekitongole kya Overseas Development Institute United Kingdom(UK), Shame, Social Exclusion and the Effectiveness of Anti- Poverty Programme ekiwagirwa Economic and Social Research Council (ESRC). Era yafulumya ekitabo ekiyitibwa Theory of change and impact policy evaluation in cross-national settings, n'ekitabo ekiyititibwa Prevention of Sexual Harassment in Higher Education Institutions in Uganda.

Omulimu gwe

Bantebye ali ku kakiiko k'amyuuka senkulu wa Yunivaasite akakola ku by'okunoonyereza ku kwenyigira mu bikolwa eby'obukaba (SH) mu yunivasite ya Makerere. Abadde akulira emisango egiwerako egikwata ku kwetaba kw'abakozi okutuukira ddala ku nkomerero yaayo. Y'omu ku banoonyereza ku International Sexual Exploitation and omunoonyereza (SEA) wansi wa CARE international Uganda office. Era yatandikawo pulojekiti eyitibwa Strengthening the Resilience and Empowerment of Women Smallholder Farmers in Uganda. Era ye yali ssentebe w'ekitongole ky'abakyala ekya Uganda Women's Network era nga y'akulira ekitongole ky'abakazi abalimi n'abakuumi b'obutonde bw'ensi. Era yaweerezaako ku kakiiko ka Uganda Civil Society Building Committee akawagirwa European Union era nga ye ssentebe wa National Quality Assurance Certification Mechanism Council.

Ebitabo

  • Grace Bantebya Kyomuhendo & Marjorie Keniston McIntosh (2006), Women, Work & Domestic Virtue in Uganda: 1900 ̊ 2003.  Yafulumizibwa James Currey. ‐ Oxford Ohio University Press ‐ Athens and Fountain Publishers  
  • Grace Bantebya Kyomuhendo (2005) (Ed), Women's Health, National and International Perspective.Yafulumizibwa Women and Gender Studies Makerere University, Makerere University Printery

Enkolagana ez'ebweru

Ebyawandiikibwa

Tags:

Grace Bantebya Kyomuhendo Obulamu bwe obwasooka nobuyigirizeGrace Bantebya Kyomuhendo EbitaboGrace Bantebya Kyomuhendo Omulimu gweGrace Bantebya Kyomuhendo EbitaboGrace Bantebya Kyomuhendo Enkolagana ezebweruGrace Bantebya Kyomuhendo EbyawandiikibwaGrace Bantebya Kyomuhendo

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

NamasoleFlavia Nabagabe KaluleWinnie KiizaLatviaKampalaEnsimbuSeroconversionNkumi nnyaAmakumi abiri mu musanvuBuyonaaniDiana NabatanziChristian County, KentuckyOmutubaKkumi na nnyaBupooloEbyenfuna mu Buganda EyeddaOMULULUUZAKrasnoyarskMoses AliComorosObuwakatirwaTogoDorcus AjokPakubaFred RwigyemaEKIFUMUFUMUNakasigirwaForceBududaMediterranean SeaEkiwalataMuwenda Mutebi II, Kabaka wa BugandaRigaOkuggyamu olubutoMukaagaKaggoNkumi ssatuEmuGabonOmugatte (Sum)Donald TrumpCatherine Odora HoppersSouth AfricaEnzikuJohn Mikloth Magoola Luwuliza-KirundaParisGirimaneBombo, YugandaBeninSsekabaka Mutesa IIAmabwa wakati wenjalaAbayimbiramu kibiina kye bayita 'Goodlyfe'EZISUSIBWA ENVA ZE ZINOBazilio Olara-OkelloNamba eza Kigaanira(Odd numbers)KololiiniAzaalibwa n’endira ebbiriSantiago, ChileEddy KenzoLibyaEbikolwaBariyaamu(Barium)LesothoOLWEZAOkugunja ebigambo(Conceptualisation)🡆 More