Naome Bagenda

 

Naomi Kayondo Bagenda (yazaalibwa nga 15 Ogwokutaano mu 1990) Munnayuganda omuzannyi w'omuzannyo gwa cricket, avunaanyizibwa ku by'emizannyo (sports administrator) era yali skipper wa ttiimu ya Uganda women's national cricket team. Nga omuzannyi, yali mu ttiimu ya Uganda eyawangula empaka za Afirika eza African Championship mu Gwomunaana mu 2018 ogwatekebwa mu Namibia. Yazannya Women's Twenty20 International (WT20I) ya Uganda nga avuganya Kenya mu mwaka gwa 2019 Victoria Tri-Series nga 6 Ogwokuna mu 2019.

Eby'emabega n'emsiomo

Naomi Kayondo yali mu Kampala eyazaalibwa Edward Kayondo, omusawo nga15 Ogwokuttaano mu 1990. Ye mutto w'Omunnayuganda omuzannyi w'omuzannyo gwa Cricket Hamu Kayondo.

Yasomera Kings College, Budo era n'asoma eby'amataka ebya MSc in Real Estate ku Yunivasitte ya Nottingham Trent University.

Emirimu gy'emizannyo jya Cricket

Naomi Kayondo yasooka okuzannya omuzannyo gwa cricket mu mwaka gwe ogusooka mu high school nga tanalondebwa kukiikirira Uganda mu ttiimu ya U-19 Uganda women's national cricket team nga ali mu mwaka gwe ogwokusatu mu high school

Ewaka, azanyila Soroti Challengers CC, Mu mweezi Ogusooka 2020, yali omumyuuka w'omutendesi wa ttiimu ya Uganda U-19 female cricket team Mu Gwokusatu 2023, Bagenda yafuuka omu ku bazannyi abakyaala ekumi na babiri aba Uganda Cricket Association abasooka okuweebwa central contracts.

Ebijuliziddwa

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Ssekabaka Mutesa IIFred RwigyemaEsigalyakagoloClinton County, KentuckyWalifu y'OlugandaEbika byabugandaEryokanga n’etonyaComorosAbayimbiramu kibiina kye bayita 'Goodlyfe'Luganda - Lungeleza dictionaryJohn Mikloth Magoola Luwuliza-KirundaOkusesemaEmisuwa egikalubaEssomabuzaale (Genetics)Tito OkelloChileMuwenda Mutebi II, Kabaka wa BugandaBassekalowooleza ne Bannakalowooleza ba Buganda abedda(The Great Thinkers of Ancient Buganda)Ebirwaza(Diseases)Abu KawenjaOkugajambula(Predation)OmskSwiidenEkiwalataEBISOKOKiruhuraNelson MandelaEZISUSIBWA ENVA ZE ZINOEddagala erigema olukusenseAzawiOkugunja ebigambo(Conceptualisation)EkigereBarbara KasekendeKkumi na nnyaSudaaniEmmanvuDokolo (disitulikit)FinilandiGeoffrey OryemaLatviaBududaEkipulukoPaltogaMbogoYulaniyaamu (Uranium)Amakumi asatu mu ssatuAkafubaSsekabaka Daudi Cwa IINolweCameroonNzikiriza y'AbatumeOlupapula OlusookaObulamu obusirikitu (Micro organisms)Jesu KristoObulwadde bw’Embwa obuluma abantuBoda-bodaBetty NamboozeSiriimuFernando AlonsoAniyaSembuya Christopher ColumbusEssomanjatulaBakakensa ba Buganda abedda (the Scientists and Philosophers of ancient BugandaObubulwaMauritius🡆 More