Wougnet

Women of Uganda Network (WOUGNET) kitongole ky'obwa nakyewa ekisinganibwa mu Uganda ekyatandikibwawo okuyamba abakyala n'ebitongole byabwe mu nkozesa y'obubaka n'ebyepuliziganya bwa tekinologiya nga engeri y'okugabana obubaka n'okugonjoola ensonga mu butuufu bwabyo.

WOUGNET memba wa Association for Progressive Communications (APC) okuva mu 2005 omwezi ogusooka 2005, Abawala sibagole okuva nga 25 ogw'okusatu mu 2012, The Global Network Initiative (GNI) okuva mu 2019 ne Digital Human Rights Lab okuva 2019.

WOUGNET
Women of Uganda Network
Mu bumpiimpi WOUGNET
Yatandikibwa May 2000
Omutandisi Dorothy Okello
Gyebagitandikira Kampala, Central Region
Omugaso To develop the use of information and communication technologies (ICTs) among women as tools to share information and address issues collectively.
Ekitebe kyayo Kampala, Uganda
Gyesingaanibwa
  • Uganda
Ekitundu East Africa
Ba memba 30
Senkulu Sandra Aceng
Akakiiko olw'okuntiiko Angela Nakafeero

Peace Musiimenta

Ednah Karamagi

Julie Agum

James Oriekot

Fridah Mutesi

Shubey Nantege Luzinda
Banamikago Warm Hearts Foundation (WHF)

Katosi Women Development Trust (KWDT)

Ntulume Village Women Development Association (NVIWODA)

Uganda Women Entrepreneurs Association (UWEAL)

Comfort Community Empowerment Network (COCENET)

Local Sustainable Communities Organizations (LOSCO)

St Bruno Doll Making Group

Hope Case Foundation (HCF)Kigezi Women in Development (KWID)

Tusubira Women's Group (TUWOGRO)

Reach out Wives of Soldiers’ Association (ROWOSA)

Uganda Muslim Women Vision (UMWV)

Grassroots Women's Association for Development (GWAD)

Disabled Women in Development (DIWODE)

Karma Rural Women's Development Organization (KRUWODO)

Community action for sustainable livelihood (CASUL)

Slum Aid Project (SAP)

Ibanda Women's Guild (IWOGU)

Gabula Atudde Women Group (GABULA ATUDDE)
Abakozi 18
Ekibanja https://wougnet.org/

Eyali akikulira yali Dorothy Okello. Senkulu wa WOUGNET's omugya okuva mu mwezi gw'ekumi 2020 okutuusa kati ye Peace Oliver Amuge.

Ebyafaayo

WOUGNET yatandikibwawo ekitongol ky'abakyala okuva mu Uganda mu 2000 omwezi ogw'okutaano . Olukalala lwayo lukuumibwa Kabissa. Ekirubirirwa kyabwe WOUGNET " kyakutumbuula enkozesa yabubaka ne tekinologiya y'eby'epuliziganya eri abakazi n'abawala okubayamba ku mwenkanonkano n'eby'enkulakulana. Ekigendererwa kyakwongera ku mbeera y'obulamu y'abakyala abanayuganda, nga boongera ku busobozi n'emikisa olw'enkyuka kyuka, enkwatagana n'okugabana obubaka. Ekirubirirwa kya WOUGNET kyakuzingiramu ebitundu abakazi n'abawala kibasobozese okukozesa ebyatekinologiya kibayambe munkulakulana. Emirimu gya WOUGNET bagikolera mu pulogulaamu satu: okugabana obubaka n'enkwatagana, okubakwatirako mu by'ekikugu, ekikula ky'abantu n'okulwanirira ebya tekinologiya. Mu pulogulaamu zino, ekitongole kisuubira okukola n'obuteebalira kunkozesa ya tekinologiya mu Uganda, munyiriri y'ekirubirirwa ky'omusingi ''ky'amagezi enkulakulana ya Uganda n'obukulmebezze nga bwongezebwa sipiidi mukaseera mpaawo kaagaga okubayamba okufuna obubaka n'okukozesa tekinologiya". Ekitongole kikolera mu bibuga ne mu byalo okuyita mu Uganda yonna. Yafeesi za WOUGNET zisingaanibwa mu bukiika kono ne mu buvanajuba bwa Uganda mu Kubere Information Centre (KIC Apac) ne Tororo Information Centre. KIC Apac yatandikibwawo mu 2005 n'obuyambi okuva mu Centre for Technical Assistance of Netherlands plan n'ekirubirira eky'okubeera n'ekifo ky'obubaka obw'enjawulo nga kiwa obuyamba munkulakulana, ng'esira baliteeka ku by'obulimu, n'obubaka obukulakulanya ekibuga..

WOUGNET meemba wa ICT4 Democracy (ICT4D) network and Women's Rights Online (WRO) network ekidukanyizibwa World Wide Web Foundation.

Ebikozesebwa

WOUGNET esira basinga kuliteeka mu kukozesa y'obusimu bw'omungalo, meyiro n'ekibanja ky'okumutimbagano, nga ky'agala nnyo eby'enkozesa by'engeri enkadde okuli, leediyo, vidiyo n'okukuba mu kyapa okulaba nga bituuka ku bantu abali ewala mu ngeri ey'enjawulo. Mu kwongerako, ekitongole kikozesa ebintu nga ttivi, meyiro emikutu gimukwanira wala n'ekyapa ne yintaneeti okusobozesa abantu okugabana obubaka n'eby'empuliziganya.Okusaba enyiriri za meyiro ku WOUGNET, okuva ku bantu okwetoloola ensi kikuze okuva ku 50 mu mwaka gwa 2000 paka ku 1,292 (kweyongedde munkalala biri, WOUGNET mailing list ne WOUGNET update newsletter) mu 2006 mu mwezi ogw'ekuminebiri. WOUGNET yenyigira mu: (1) kuwa obubaka ku mikutu egy'enjawulo okusobozesa eby'enfulumya, (2) okuyamba abantu okwanguya okufuna obubaka, okukozesa tekinologiya, (3) okuyamba okuteeka munkola eby'ekikula ky'abantu ku bya pulogulaamu za tekinologiya.

WOUGNET edukanyizibwa eby'enkizo bina okusobozesa;

  • Ekikula ky'abantu n'eddembe litekebwa mu pulogulaamu za gavumeenti ezifuga ebya tekinologiya.
  • Abakazi n'abawala bafuna obubaka mu kibuga ne mubyaalo nga bayita mu kukozesa tekinologiya.
  • Ebitundu bifuna amaanyi olw'okukozesa tekinologita n'okusaba eddembe ly'emikutu.
  • Okubeera ekitongole eky'amaanyi, WOUGNET ekiwulikika, n'okubeera n'omusingi gw'ekikula ky'abantu n'enkulakulana ya tekinologiya mu Afrika.

Pulojekiti

Pulojekiti za WOUGNET ezaaliwo, ezirwo kuliko:

  • Civil Society in Uganda Digital Support Programme (CUSDS) supported by the Women Peace and Humanitarian Fund which responded to COVID-19 emergency in Uganda by strengthening the institutional digital capacity of her 23 member organisations in 2020 to remain resilient during a situation where COVID-19 erected roadblocks and restrictions on movement of staff.
  • Women's Rights Online Media Campaigns in Uganda supported by Association for Progressive Communications (APC) in 2020 under All Women Count Project.
  • Enhancing Women's Rights Online through Inclusive and effective response to online gender-based violence in Uganda. supported by Digital Human Rights Lab in 2021.
  • Our Voices, Our Futures (OVOF) funded by Association for Progressive Communications (APC) from 2021 to 2025.
  • Saving Women's Journalists from Online harassment in Uganda by Improving Legislation on Freedom of Expression in the Digital Spaces and Tackling Online harassment (SWIFT) supported by Urgent Action Funds in 2021.
  • Promoting Smart Policy Options in Closing Gender Digital Divide in Uganda, in partnership with CfMA supported by World Wide Web Foundation in 2020–2021.
  • Strengthening Uganda's Rights to Freedom of Expression through Policy Advocacy and Media (SURFACE) supported by International Centre for Not-for-Profit Law (ICNL) in 2021.
  • Marker-Assisted Breeding of selected Native Chickens in Mozambique and Uganda in partnership with Eduardo Mondlane Mozambique, Makerere University, Gulu University and International Rural Poultry Centre- Kyeema Foundation (Mozambique) supported by African Union from 2019 to 2022.
  • Strengthening use of ICTs and social media for Citizen Engagement and improved Service Delivery supported by SIDA in Eastern and Indigo Trust UK in Northern Uganda.
  • Strengthening use of ICTs and Social media for citizen engagement and improved service delivery, funded by Indigo Trust UK.
  • Increasing women's decision making and influence in Internet Governance and ICT policy for the realization of women's rights in Africa, implemented with WomensNet in Uganda and South Africa and supported by UN Women Fund for Gender Equality.

Obwa memba

WOUGNET egata ebitongole ebirwanirira eddembe ly'abakyala ebitaliiko bwa memba. Ekitongole kikuziza obwa memba bwakyo okuva wekyagongyebwawo. Ba memba ba WOUGNET kuliko:

  • Warm Hearts Foundation (WHF)
  • Katosi Women Development Trust (KWDT)
  • Ntulume Village Women Development Association (NVIWODA)
  • Uganda Women Entrepreneurs Association (UWEAL)
  • Comfort Community Empowerment Network (COCENET)
  • Local Sustainable Communities Organizations (LOSCO)
  • St Bruno Doll Making Group
  • Hope Case Foundation (HCF)
  • Kigezi Women in Development (KWID)
  • Tusubira Women's Group (TUWOGRO)
  • Reach out Wives of Soldiers’ Association (ROWOSA)
  • Uganda Muslim Women Vision (UMWV)
  • Grassroots Women's Association for Development (GWAD)
  • Disabled Women in Development (DIWODE)
  • Karma Rural Women's Development Organization (KRUWODO)
  • Community action for sustainable livelihood (CASUL)
  • Slum Aid Project (SAP)
  • Ibanda Women's Guild (IWOGU)
  • Gabula Atudde Women Group (GABULA ATUDDE)

Laba

Tags:

Wougnet EbyafaayoWougnet EbikozesebwaWougnet PulojekitiWougnet Obwa membaWougnet LabaWougneten:Association for Progressive Communicationsen:Information and communication technologiesen:Non-governmental organization

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Grace KaudhaYugandaVladimir PutinLugandaRema NamakulaMadagascar (firimu)Jesu KristoKampuni enkola computerVoronezhHunt County, TexasAmazziLungerezaOkusiriiza entamuAlex MukuluObulwadde bw'OkwebakaAmaanyi g’EnjubaBuyonaaniMaliEnzijanjaba y'OlukusenseOmulangiriziPeruAsuman BasalirwaBufalansaParaaEMMYEZIJacqueline MbabaziBakitiiriyaFinilandiOmukutu gw'abakyala mu UgandaLuyiika (liter)Kabaka wa BugandaAkright CityKaunasOLWEZAMediterranean SeaGeorge Cosmas AdyeboAdolf HitlerTanzaniaEbyobufuna bya Buganda Eyedda (the Political economy of precolonial Buganda)Bombo, YugandaKabwoyaEDDAGALA LY'EBIWUKA MUBIRIME OKUVA MU MIDDOEKIKA KY'EMPEEWOObuteyabyaLubugoKilimanjaroMadoxx Sematimba SematimbaNkumi ttaanoNaima Melsa Gule AvakoYitaleLesothoYusuf LuleKyotoMabira ForestButyabaImmaculate AkelloOBUYONJOEquatorial GuineaBupooloEkigereeso (Scientific theory)Emily NanziriAmasannyalazeCindy SanyuRagga DeeAmaanyiNigerKagadi🡆 More