St. Mary's Stadium-Kitende

   

Ekisaawe kya St Mary's -Kitende
W'esangibwa Entebbe, mu masekkati ga Uganda
Kodinentisi 0°11′55″N 32°31′54″E / 0.1986°N 32.5318°E / 0.1986; 32.5318 32°31′54″E / 0.1986°N 32.5318°E / 0.1986; 32.5318
Nnannyini yo Vipers SC
Omuwendo gw'abantu b'ekituuza 15,000
Enkola y'akyo Omuddo omuzungu
Okuzibibwa kw'akyo
Omwaka gwe ky'azimbibwamu 2017
Omwaka gw'ekyaggulwawo 2017
Omwaka gw'ekyagaziyizibwa 2020
Abakipangisa
Vipers SC
Omukutu gw'abwe ogwa Webusayiti
viperssc.co.ug

Ekisaawe kya St. Mary Kitende kisaawe kya Uganda eky'ebyemizannyo ekya ttiimu ya Sports Club Vipers SC, Ttiimu y'ababinywera eya Uganda eri ku ntikko mu liigi ya Uganda Premier League. Etuuza omuwendo gw'abantu 15,000 nga kirina n'ebifo by'abakungu ebisoba mu 1,000. Nga 3 Ogwokusatu 2017, Akakiiko akakwasaganya omuzannyo gw'omupiira mu Afrika aka, CAF, bakkiriza ekisaawe ekipya eky'ali kizimbiddwa ekya St Mary's okuteekateeka emizannyo gy'omupiira. Ekisaawe kya St. Mary's g'emaka ga SC Vipers, ekisangibwa e Kitende ku luguudo lw'e Entebbe nga ky'azimbibwa eyali omukulembeze wa FUFA , Lawrence Mulindwa.

Ekisaawe kino kitwalibwa ng'ekimu ku bisaawe ebitukaganye n'omutindo mu Buvanjuba bwa Afrika. Ky'ekisaawe ky'omuddo omukolerere eky'asooka okuzimbibwa mu Uganda ne mu East Africa. Kikwata kya kubiri mu bisaawe ebinene okuva ku kisaawe ky'eggwanga ekikulu ekya Mandela National Stadium.

Ebisaawe ebirala mu Uganda

Ebijuliziddwamu

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

OmutubaObulwa bw’Akalulwe (Pancreatitis)Jessica AlupoKibwankulataEbika bya nambaKatongaEmbazzi okugyekulira ku kuguluAnup Singh ChoudryJeje OdongoEkitonto ddagalaHoly Keane AmootiWikipediaKamunyeEbiriisa ebyetaagisa mu Mubiri(Body Nutrients)Garrard County, KentuckyHilda Flavia NakabuyeLungerezaEmpisa ez'Obuntu(Morals)Yumbe (disitulikit)Nang'endo = (Kilometer)UgandaAlubbaati AnsitayiniAmatabi g'enambuluzo (Factor Trees)Ebyafaayo bya UgandaAligebbulaAustralia (ssemazinga)Lydia JazmineJackie SenyonjoBobiLithueeniaENSUJJU ZISIMBE OWONE OBWAVUBollinger County, MissouriEnkozesa y'omululuzaBaibuliSouth AfricaJustine NabbosaBebe CoolOkwekulakulanyaObuwakatirwaBuwengeSomaliaKaabongCayinaLibyaEndwadde y’omutimaNigeriaBuyonaaniRosette Kajungu MutambiBukomansimbi (disitulikit)Obulwadde bw’okukawagoLiberiyaEritreaKibuku (disitulikit)Ebyobugagga obw'ensibo (Natural Resources)LatviaOMWENGE NA KABI KAGWOKilimanjaroButurukiEkiwalataPillar of shame (Empagi yo Buswavu)🡆 More