Omuntu

Abantu (Humans).

  1. REDIRECT Template:Charles Muwanga

Omuntu oba abantu "ensolo kalimagezi"(Intelligent animal). Mu takisonoma y’ebiramu, omuntu ali mu:

(i) bwakabaka bwa wansolo,

(ii)Ettabi lya luyansa (mammal),

(iii)Omutendela gwa bamuntunsolo (primates),

(iv)Olubu lw’omuntu “(genus homo),

(v)Ekikula (sipiisa) kya “Omuntu kalimagezi” (homo sapiens), the intelligent man.

Omuntu nsolo magulu abiri (bipedal animal ), ekitegeeza nti atambulila ku magulu abiri. Alina obwongo obukulaakulanye okumusobozesa okukozesa olulimi okwogera, okutondeka ebirowoozo, n’okufuga embeela ze ez’obuntu ( controling emotions).

Obwongo buno mwe muva “obusobozi bwa mulengela” (mental abilities) ate obutakozesa mikono ng’atambula kimusobozesa okukozesa “ebikola” (tools) obutafaanana sipiisa (kikula) ndala yonna.

Mu mutendela gw’ensolo oguyitibwa “bamuntunsolo” (primatees”) omuntu naye mw’ali era mwe musangibwa amazike agali okumpi ennyo n’omuntu. Omuntu okufaanana ne bamuntunsolo abalala, nsolo ntabaganyi . Bamuntunsolo bonna babeela mu bibinja, okuyambagana n’okwewa obukuumi, n’okulabirira ebito byabwe kyokka omuntu okuba omutabaganyi ne muntu munne kye kimufuuka omuntu ensolo y’ebyenfuna , ensolo y’ebyobufuzi ate era ensolo entabaganyi.

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Mr LengsSusan Achola EngolaSudaaniWinnie NanyondoMuwogoSembabuleEppeto(Angle)Vladimir PutinCameroonBenedicto KiwanukaEbikolwaBulungibwansiNorth AmericaEssomabwengulaEmpewo (Air)In the of God( Mulinnya lya Katonda)Tophace KaawaOmusujja gw'ensiriBaibuliAkatale k’omulimi ekikonoona biibinoAnnet Katusiime MugishaRema NamakulaMozdahirEsther Mayambala KisaakyeWikipediaOmusujja gw’omu byendaLillian Obiale PaparuMilton OboteBlu*3The best Nursing Schools in Uganda.Tororo (disitulikit)EbyobuzimbeArgentinaMuhammad SsegirinyaEby'obutondeEkika ky'embogoNtulegeJesca AbabikuChileJoel SsenyonyiEbyetaagisa okukuza ebirime (Conditions for growth of Crops)Victoria Rusoke BusingeEbitundu by'Ekimera (the Parts of a Plant)Shamim MalendeSusan AmeroEbyetaagisa okukuza ebirimeBarbara KaijaAmakumi abiri mu mukaagaObutunguluBombo, YugandaSarah Achieng OpendiSwitzerlandObuwangaaliro obw'Obutonde(the natural environment)🡆 More