Leila Kayondo

  Leila Kayondo muyimbi mu ggwanga lya Uganda.

Obuto bwe n'obuyigirize

Kayondo yayimba mu bibiina by'abayimbi mu masomero era yeenyigira mu mikolo gy'essomero ng'ali ku Seeta Boarding Primary School ne ku Naalya Secondary School Namugongo ku ddaala O-Level. Yagenda mu maaso n'ekintu kyekimu nga yeeyunze ku Greenville International School fokusoma eddaala lya A-Level. Yatikkirwa ku Uganda Christian University esangibwa e Mukono gye yafunira ddiguli esooka mu social works and social administration.

Okuyimba

Kayondo yatandika olugendo lwe mu buyimbi mu Dream Gals, ekibiina ky'abayimbi abawala bokka, oluvannyuma lw'okwenyigira mu mpaka ezaayambako ekibiina ekyo okutondwawo. Ekibiina ekyo kyafulumya ennyimba ezaakwatayo omuli "weekend" ne "Wandekangawo".

Mu mwaka gwa 2009, Kayondo yava mu kibiina ekyo n'atandika okwefulumiza ennyimba yekka. Alina ennyimba z'afulumizza ne zikwatayo gamba nga "Awo", ne "Relaxing". Mu mwaka gwa 2017 yakola endagaano n'ekibiina kya Striker Entertainment, nga kino kitongole ekisangibwa mu ggwanga lya Nigeria ekifulumya ennyimba mu Uganda, n'afulumya ennyimba bbiri ezaakwatayo omuli, "Respeck" ne "Musaayi".

Ebijuliziddwa

Tags:

Yuganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

EbyamalimiroEBYENYANJA OMUNTU YENNA OSOBOLEERA DALA OKUBILUNDIRA AWAKA NGA AKOZESEZA PIIPAObunakuwavu(Sadness)Uganda Broadcasting Corporation0BusiaBufalansaOmuganyulwo/Omuganyulo(Interest)Amaanyi g’EnjubaTito OkelloEDAGALA LY'AMANNYI G'EKISAJJA ERYEKINANSIEmbu z'AmannyaArgentinaEnvironmental Conservation Trust of UgandaLumala AbduEkiwalataObulemu ku bwongoOmupiira mu UgandaYokohamaAustralia (ssemazinga)Ekibiina kya Democratic Party(Uganda)Yisaaka NetoniBulungibwansiObufumboEnsingaAniyaProscovia NalweyisoFarida KyakutemaGhanaSam Mangusho CheptorisJuliet ChekwelNigeriaNowy Dwór KrólewskiObulwadde bw’okukawagoAseniki (Arsenic)MaliWalifu y'OlugandaYusuf LuleEbbombo nga EddagalaPulezidenti wa UgandaGrace AlukaENKYUKAKYUUKA MU MBEERA Y’OBUDDE BW’ENSI N’ENTEEKATEEKA MU BITUNDU OMULI ENNYANJA NNALUBAALEEkikamulabiriisa(Digestion)BbuulweENGERO ZA BUGANDAOmutubaEnkimaBuyonaaniGirimaneGuineaEsigalyakagoloDorothy Azairwe Nshaija KabaraitsyaNzikiriza ey'eNiceaEnkakaGrant County, KentuckyAsiaSIKO SEEROEnjobeSebuzimbe (the Superstructure)47Essomabuntu(Humanities)Kamaanya owa BugandaEnjatuzaSsekalowooleza Kibuuka OmumbaaleAbantu🡆 More