Geofrey Massa

 

Geofrey Massa (eyazaalibwa nga 19 Ogwokubiri 1986) munnayuganda omuzannyi w'omupiira gw'ebigere azannyira mu North Cyprus mu ttiimu ya Küçük Kaymaklı ezannyira mu KTFF Süper Lig .

Ebyafaayo by'omupiira

Yazaalibwa mu Jinja, Massa yatandika okuzannya omupiira mu 2004 ne Police FC mu Uganda Premier League n'oluvannyuma n'agenda mu Al-Masry mu Misiri mu mwaka gwa 2005. Yazannyira emyaka esatu mu Misiri n'oluvannyuma mu 2008 n'agenda mu ttiimu y'e South Africa, Jomo Cosmos, gye yazannyira emipiira 14 n'ateeba ggoolo emu. Mu 2008, yava mu ttiimu n'addayo e Misiri n'ateeka omukono ku ndagaano ne Itesalat. Massa yeegatta ku ttiimu ya Telsim Super League Yenicami Ağdelen SK nga 14 Ogwomwenda 2011. Nga 21 Ogwokuna 2013, yassa omukono ku ndagaano ne Pretoria FC ey'e South Africa.

Ttiimu y'eggwanga

Massa yazannyidde ttiimu y'omupiira mu Uganda emirundi egiwerako, era nga yasooka kuzannya mu mwaka gwa 2005.

Ggoolo ku tiimu y'eggwanga

    Ggoolo za Uganda z'ezisooka.
No. OEnnaku z'omwezi Enfo Omulabe Ebyavaamu Ekivuddemu Okuvuganya
1. 1 Ogwekkumineebiri 2005 Ekisaawe kya Amahoro, Kigali, Rwanda  Somalia 1-0 7-0 Ekikopo kya CECAFA ekya 2005
2. 3-0
3. 3 Ogwekkumineebiri 2005 Ekisaawe kya Amahoro, Kigali, Rwanda  Sudan 1-0 3-0 Ekikopo kya CECAFA ekya 2005
4. 29 Ogwekkumineebiri 2005 Ekisaawe kya Cairo International Stadium, Cairo, Egypt  Ecuador 1-1 2-1 2005 LG Cup
5. 2 Ssebutemba 2006 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Lesotho 1-0 3-0 Okuwangula ekikopo kya Africa Cup of Nations mu 2008
6. 2-0
7. 12 Okitobba 2008 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Benin 1-1 2-1 2010 FIFA World Cup qualification
8. 2-1
9. 7 Ogwolubereberye 2009 Ekisaawe kya Nakivubo, Kampala, Uganda  Somalia 4-0 4-0 Ekikopo kya CECAFA ekya 2008
10. 7 Ogwolubereberye2009 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Burundi 4-0 5-0 Ekikopo kya CECAFA ekya 2008
11. 2 Ogwekkumineebiri 2009 Ekizimbe ky'emizannyo ekya Mumias, Mumias  Burundi 1-0 2-0 Ekikopo kya CECAFA 2009
12. 4 Ogwomukaaga 2011 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Guinea-Bissau 2-0 2-0 2012 Africa Cup of Nations qualification
13. 16 Ogwomukaaga 2012 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Congo 3-0 4-0 2013 Africa Cup of Nations qualification
14. 13 Ogwekkumi 2012 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Zambia 1-0 1-0 (8-9 p) 2013 Africa Cup of Nations qualification
15. 31 Ogwokutaano 2014 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Madagascar 1-0 1-0 2015 Africa Cup of Nations qualification
16. 19 Ogwomusanvu 2014 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Mauritania 2-0 2-0 2015 Africa Cup of Nations qualification
17. 10 Ogwomwenda 2014 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Guinea 1-0 2-0 2015 Africa Cup of Nations qualification
18. 2-0
19. 9 Ogwekkuminoogumu 2014 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Ethiopia 1-0 3-0 Gwa mukwano
20. 13 Ogwomukaaga 2014 Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Botswana 1-0 2-0 2017 Africa Cup of Nations qualification
21. 9 Ogwekkuminoogumu

2014

Ekisaawe kya Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Togo 1-0 3-0 https://www.duhoctrungquoc.vn/wiki/en/2018_FIFA_World_Cup_qualification_%E2%80%93_CAF_Second_Round" rel="mw:ExtLink" title="2018 FIFA World Cup qualification – CAF Second Round" class="duhoc-lg cx-link" data-linkid="370">2018 FIFA World Cup qualification
22. 8 Ogwolubereberye 2017 Ekisaawe ky'amagye, Abu Dhabi, United Arab Emirates  Slovakia 3-1 3-1 Gwa mukwano

Ebijuliziddwa

Obulandira obulala

  • Geofrey Massa at National-Football-Teams.com

Tags:

Geofrey Massa Ebyafaayo byomupiiraGeofrey Massa Ttiimu yeggwangaGeofrey Massa EbijuliziddwaGeofrey Massa Obulandira obulalaGeofrey Massa

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

CaayiObulwadde bw’okukawagoSantiago, ChileNolweSenegalOkulya emyunguRwandaAbigaba Cuthbert MirembeObulwadde bw'OkwebakaKimwanyiKilaabu ya SC VillaKyanamukaakaSwiidenCherokee County, GeorgiaLiberiyaEffingham County, GeorgiaDonald TrumpKenyaEndagamuwendo (digits)EkigeranyabuddeEbikolwaPatricia OjangoleBelarusIvory CoastKawukaEkitembeObulwadde bw’ensigo (Kidney stone disease)AmasannyalazeOMWETANGOAlleluya Rosette IkoteKapir AtiiraAkasana ddagala eri abalwadde ba pulesaLatviaEbyobuzimbeLithueeniaEmuAga KhanMadagascar (firimu)OmweziEnsibukulaEbbombo nga EddagalaLulyansoloAlgebraUganda People's CongressBaskin-RobbinsSeychellesKatunguru, YugandaBuyonaaniEbika by’ettakaMbogoSouth AmericaDemocratic Republic of CongoBakitiiriyaEmisingi gya NambaEMMERE Y’ENTE N’ENKOKO GYETABULIREImmaculate AkelloSeziyaamu (Cesium)KagadiVladimir PutinOkusiriiza entamu🡆 More