Emmanuel Okwi

 

Emmanuel Arnold Okwi eyazaalibwa nga 25 Ogwekuminebiri mu 1992, munayuganda azannya omupiira gw'ensiimbi ng'ayita kuludda lwa kkono mu liigi yababinywera eya Misiri mu kiraabu ya Al Ittihad Alexandria Club ne ttiimu y'eggwanga lya Uganda.

Kiraabu z'abaddemu

Okwi yazannyirako mu kiraabu ya SC Villa ey'ekibinja kya babinywera ekya Uganda, nga tanaba kwegata ku Simba S.C ttiimu y'e Tanzania ku muwendo gwa 40,000 owa doola za ssente za Amerika.

Mu mu 2013 Ogwolubereberye, ttiimu y'e Tunisia emannyikiddwa nga Étoile Sportive du Sahel yawa Okwi endagaano ku muwendo ogwatekawo lidi mu Tanzania ogwa doola za ssente za Amerika 300,000. Wabula ttiimu yalemererwa okusasula ssente zino eri Simba S.C. Yeegyerezebwa abakakiiko ka FIFA akavunaanyizibwa ku bikwatagana n'abasambi mu 2013 Ogwekumineebiri ekyamuleetera okukomawo mu SC Villa, nga wadde bamutereeza oluvannyuma lw'emyezi ebbiri okusobola okuzannyira aba Young Africans S.C., nga wadde Simba S.C. yali ereetawo kiremya s protests.

Okwi rejoined Simba S.C. in August 2014 under a six-month contract, explaining that Young Africans S.C. had terminated his contract by failing to pay the US$50,000 owed to him. Okwi refused to play the last five games of the 2013–14 season for Young Africans because of the payment controversy. Young Africans vigorously protested the transfer to Simba S.C. and claimed that the contract was still in effect. The Tanzania Football Federation rejected that claim in September 2014.

Mu 2015, Ogwomusanvu, kiraabu ya SønderjyskE Fodbold yawa Okwi endagaano ya myaaka etaano, ng'afunye olukusa okuva mu kiraabu ya Simba S.C., teyali ey'okuwangaala okutuusa mu 2020. Mu 2017 Ogwolubereberye, Okwi yakiriziganya okusazaamu endagaano eno. Yali yakateeba ggoolo ggoolo bbiri mu nzannya omukaaga.

Nga yakava mu Denmark, Okwi ryaddamu okwegata ku kiraabu gyeyalimu eya SC Villa, kwetateekera omukono kunagaano ey'emyaka omukaaga. Yateeba ggoolo 10 mu mipiira gya liigi ya Uganda eya babinywera 13.

Mu 2017 ogwoukaaga, Okwi yateeka omukono kundagaano ne kiraabu ya Simba S.C. omulundi ogw'okusatu mu by'emirimu gye, nga bakiriziganyiza endagaano ya myaka ebbiri.

Mu 2019 Ogwomusanvu, oluvannyuma lw'okukakasa mu mpaka ezeetabibwamu amawanga g'okulukalo lwa Afrika eza 2019, Okwi yeegata ku liigi ya Misiri eyababinywera mu kiraabu ya Al Ittihad kundagaano ya myaka ebbiri.

Ku mutendera gw'ensi yonna

Okwi yasooka okukiikirira Uganda ku daala ly'abakulu mu 2009. Yali wakubiri mu baasinga okuteeba mu mpaka ezeetabibwamu amawanga okuva mu buvanjuba ne mumasekati ga Afrika mu 2010, ng'ateebye ggoolo nnya mu mipiira etaano, nga yasibagana n'omuzannyi enzaalwa za Rwanda Meddie Kagere ne kapiteeni waabwe Olivier Karekezi.

Obulamu bwe

Okwi yakula yeegomba okubeera nga Thierry Henry, ng'era muwagizi wa Arsenal F.C. Okwi yazaalinwa mu maka agalimu ediini y'abakatuliki b'e Rooma, naye nga kumyaka emito, maama weyalokoka era n'akuza abaana bbe munzikiriza eyo.Okwi yawasa omuwala gweyali aludde naye nga baagalana Florence Nakalegga nga bombi balina omwaka omu. Okwi yazannya omupiira ng'omulenzi omuto bweyali akyasomera ku St. Henry's College Kitovu.

Ebibalo gy'abadde azannyira

Ku mutendera gw'ensi yonna

Template:Updated

Emipiira gy'azannyidde ttiimu y'eggwanga ne ggoolo z'ateebye wamu n'omwaka
Ttiimu y'eggwanga Omwaka Emirundi gy'azannye Ggoolo z'ateebye
Uganda 2009 7 1
2010 6 4
2011 6 5
2012 12 3
2013 10 5
2014 5 0
2015 0 0
2016 6 0
2017 8 1
2018 8 2
2019 11 5
2020 2 0
2021 6 0
2022 4 2
2023 4 0
Omugatte 95 28
    Ggoolo z'ateebye n'olukalala lwa ggoolo z'ateebedde Uganda, olunyiriri olusooka lulaga buli ggoolo Okwi gy'ateebye.
Olukalalal lwa ggoolo ezaatebebwa Emmanuel Okwi
Namba Enaku z'omwezi Ekifo Gwebaali bazannya Ggoolo ezaateebwa Engeri gyegwagwaamu Competition
1 Nga 13, Ogwekumineebiri mu 2009 Nyayo National Stadium, Nairobi, Kenya  Rwanda 2–0 2–0 2009 CECAFA Cup
2 Nga 2, Ogwekumineebiri mu 2010 Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Malawi 1–1 1–1 2010 CECAFA Cup
3 Nga 5, Ogwekumineebiri mu 2010 Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Kenya 1–0 2–1 2010 CECAFA Cup
4 Nga 8 Ogwekumineebiri mu 2010 Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Zanzibar 2–1 2–2 2010 CECAFA Cup
5 Nga 12 Ogwekumineebiri mu 2010 Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Ethiopia 2–2 4–3 2010 CECAFA Cup
6 Nga 28 Ogwekuminoogumu mu 2011 Chamazi Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Somalia 2–0 4–0 2011 CECAFA Cup
7 3–0
8 4–0
9 Nga 8, Ogwekumineebiri mu 2011 Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Tanzania 2–1 3–1 2011 CECAFA Cup
10 Nga 10, Ogwekumineebiri mu 2011 Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Rwanda 2–2 2–2 2011 CECAFA Cup
11 Nga 3, Ogwomukaaga mu 2012 Estádio 11 de Novembro, Luanda, Angola  Angola 1–1 1–1 2014 FIFA World Cup qualification
12 Nga 16, Ogwomukaaga mu 2012 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Congo 4–0 4–0 2013 Africa Cup of Nations qualification
13 Nga 6, Ogwekumineebiri mu 2012 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Tanzania 1–0 3–0 2012 CECAFA Cup
14 Nga 15 Ogwomukaaga mu 2013 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Angola 1–1 2–1 2014 FIFA World Cup qualification
15 Nga 31 Ogwomunaana mu 2013 Botswana National Stadium, Gaborone, Botswana  Botswana 1–0 3–1 Friendly
16 2–0
17 Nga 2, Ogwekumineebiri mu 2013 Nairobi City Stadium, Nairobi, Kenya  Eritrea 1–0 3–0 2013 CECAFA Cup
18 3–0
19 Nga 31, Ogwomunaana mu 2017 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Egypt 1–0 1–0 2018 FIFA World Cup qualification
20 Nga 13 Ogwekumi mu 2018 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Lesotho 1–0 3–0 2019 Africa Cup of Nations qualification
21 3–0
22 Nga 22 Ogwomukaaga mu 2019 Cairo International Stadium, Cairo, Egypt  DR Congo 2–0 2–0 2019 Africa Cup of Nations
23 Nga 26 Ogwomukaaga mu 2019 Cairo International Stadium, Cairo, Egypt  Zimbabwe 1–0 1–1 2019 Africa Cup of Nations
24 Nga 8 Ogwomwenda mu 2019 Moi International Sports Centre, Nairobi, Kenya  Kenya 1–0 1–1 Friendly
25 Nga 13 Ogwekumi mu 2019 Bahir Dar Stadium, Bahir Dar, Ethiopia  Ethiopia 1–0 1–0 Friendly
26 Nga 17, Ogwekuminoogumu mu 2019 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Malawi 1–0 2–0 2021 Africa Cup of Nations qualification
27 Nga 25, Ogwokusatu mu 2022 Markaziy Stadium, Namangan, Uzbekistan  Tajikistan 1–0 1–1 2022 Nowruz Cup
28 Nga 29, Ogwokusatu mu 2022 Markaziy Stadium, Namangan, Uzbekistan  Uzbekistan 2–4 2–4 2022 Nowruz Cup

Ebijuliziddwamu

Ewalala w'oyinza okubigya

  • Emmanuel Okwi ku mukutu gwa National-Football-Teams.com

Tags:

Emmanuel Okwi Kiraabu zabaddemuEmmanuel Okwi Ku mutendera gwensi yonnaEmmanuel Okwi Obulamu bweEmmanuel Okwi Ebibalo gyabadde azannyiraEmmanuel Okwi EbijuliziddwamuEmmanuel Okwi Ewalala woyinza okubigyaEmmanuel Okwi

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Munnassomabusirikitu(Microbiologist)EBYAFAAYO BYA MBAZZIEnvaOLWEZAOmuyivu oba Omuyivuwavu(Learned person or Intellectual?)KirinnyaMolingaLydneviGatonnyaVilniusObufumboGabonEkkuumiro ly'ebisolo erya Kidepo ValleyEkiwalataEnvironmental Conservation Trust of UgandaBulungibwansiElysionMukaagaLugandaTonyaOmutubaEndwadde y’omutimaLiberiyaPulezidenti wa UgandaAyodiini (Iodine)AfirikaAbalembawazi(Police officers)Sophia NamutebiNakongezakikolwaZimbabweMaurice Peter Kagimu KiwanukaAmerikaBeti Kamya-TurwomweLubaale wa wansiEkisannyalazo(Charge)Herman BasuddeEmmanvuBukiikakkonoNamayingo (disitulikit)Omusuja gw’enkaka (Yellow fever)OkulimaObulwadde bw’ekiwangaOlupapula OlusookaSembuya Christopher ColumbusObuwangaaliro( Environment)AbantuMatookeCarlisle County, KentuckyKkumi n'emuEnzikuObuwakatirwaEnjatuzaNelson MandelaMusa EcweruAlubbaati AnsitayiniEmbogaYisaaka NetoniRwandaKAWUNYIRABoda-bodaTito OkelloLukumiOkubeera olubutoEngeri ez'enjawulo ez'okuzimbamu emiramwa gy'ekibalangulo mu Luganda(the different techniques of forming mathwords in Luganda Language)EJJIRIKITIAnita AmongOkuwuga🡆 More