Ebizibu Ebiri Mukulunda Embizzi

EBIZIBU EBIRI MU KULUNDA EMBIZZI.

1.Za bbeeyi okugulira emmere. 2.Ziwunya bubi era ziyonoona n'omukka gwe tussa. 3.Zonoona ebirime by'abantu bwe ziba nga zikutudde okuva ku mugwa. 4.Zisiiga abantu endwadde bwe balya ennyama yaazo nga teyidde bulungi (swayini fiva) 5.Akatale kaazo katera okubula abalunzi olwo nno ne balemwa okwetusaako bye baba baagala mu budde. 6.Balina ekizibu ky'embizzi ezitali ku mulembe oba kiyite (poor breeds). 7.Balina ne kizibu kye ddagala nti terirabika mu Mudduuka okusinga eddagala ly'ebisolo. 8.Entambula nayo ebatawaanya okuzituusa we bazitundira mu butale. 9.Mu bitundu ebimu balina ekizibu ky'aamazzi nti matono ddala tegasobola kunywebwako mbizzi nabo okugakozesa..

Tags:

AbantuAmazzi

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Amakumi ana mu bbiriJacqueline AmonginSayansi w'EbyamalimiroJoel SsenyonyiKitagataSheebah ZalwangoFinilandiEkitontoCameroonChadJohn Chrysestom MuyingoRwashaNandagire Christine NdiwalanaJeje OdongoTito OkelloEbyawuziMicheal AziraSheebah KarungiIbrahim SekagyaObutunguluGavi (footballer)UgandaRomeDavid OttiArgentinaMoses OloyaNick NolaPrince Wasajja KiwanukaTunisiaIdi AminBupooloEnuuni ezimbyeEnkakaGabonMasenge ga muyiisaBacon County, GeorgiaOmweziAgnes Atim ApeaEnkyusibwo (variable)EbikolwaENKOKO ENNANSI EREETA AMAGOBATororo (disitulikit)Motley County, TexasPikipiki30Florence NebandaOkubeera olubutoUruguayDiana NabatanziTogo🡆 More