Barumba Beatrice Rusaniya

  Barumba Beatrice Rusaniya yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 2, mu mwezi ogw'ekumineebiri, mu mwaka gwa 1964 nga munayuganda omukyala eyeenyigira mu by'obufuzi.

Yeeyali munabyabufuzi okuva mu kibiina kya National Resistance Movement, ng'ate yeeyali omukiise wa palamenti owa disitulikiti y'e Kiruhura mu palamenti ya Uganda eyo 8 ne 9. Mu mwaka gwa 2005, disitulikiti y'e when Kiruhura bweyali esaliddwa ku disitulikiti y'e Mbarara, yafuuka omukyala eyasooka okugikiikirira mu palamenti mu mwaka gwa 2006, nga yawereza okutuuka mu mwaka gwa 2016.

Obulamu bwe mu by'obufuzi

Mu kulonda kw'omwaka gwa 2016 okutuusa mu 2021, yawangulwa mu kalulu ako. Yagyayo okuwakanya kweyali ataddeyo bweyali alaga obutali bumativu ku byaali bivudde mu kulonda kweyali amudidde mubigere nga bweyali akozze, Sheila Mwine Kabaije nga waliwo okulumiriza ng'okulonda kuno bwekwalimu ebirumira ssaako n'obubbi. Rusaniya yali omu kubaali bakikiridde Uganda mu palamenti ya Afrika (Pan African Parliament). Wabula, yali mulwadde mulukungaana lw'abakungu.

Laba ne

Tags:

en:Kiruhura Districten:Mbarara Districten:Member of parliamenten:National Resistance Movementen:Parliament of Uganda

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

Tekinologiya w'Abaganda Abedda(Technology used by the ancient Baganda)Luganda - Lungeleza dictionaryOmujaajaSayansi w'EbyamalimiroEnsiEkipulukoLithueeniaAbantuKabarole (disitulikit)AmasannyalazePulaski County, GeorgiaEddagala lya ulcers ez'omulubutoZimbabweNnamusunaHosjöEnkulungo y'Ensi (The Planet Earth)Olupapula OlusookaEnjobePeruNational Unity PlatformCaayiAmakumi abiri mu nnyaEstoniaLangiMadagascar (firimu)Rose AkolKAYAYANAEnnambaOlukalala lw'abayimbi abakyala mu UgandaObuwangaaliro( Environment)Essomero lya Française Les Grands LacsJessamine County, KentuckyAlgebraIvory CoastEnjokaFrancis ZaakeEnergyNapooleon BonapatMcIntosh County, GeorgiaEkimuliMityana (disitulikit)SenegalNolweKrakówBubirigiNzikiriza ey'eNiceaMexicoEntababutondeMauritiusSung Jae-giEssikirizo (Gravity)Obulwadde bw’okukawagoFlavia TumusiimeOkulima green paperEryokanga n’etonyaKimwanyiLas VegasMozambiqueWikipediaIsilandiAlubbaati AnsitayiniObwakalimageziEkigaji ddagala🡆 More