Barbara Nekesa Oundo

Barbara Nekesa Oundo Munabyabufuzi era Omukungu, akola ng'omukulu wekitebe ekikulu ekya Yuganda mu South Africa, ekisangibwa e' Pretoria. Mukifo kyekiimu, akiikirira Uganda mu South Africa, wamu namawanga agali mu maserengeta nga semazinga wa Afirika aga Botswana, Namibia, Lesotho ne Swaziland.

Yakolako nga minista w'ensonga za Karamoja, ekifo kino yakiyingiramu nga 27 muzigo 2011. yadda mubigere bya Janet Museveni, . Oundo Yawerezako ng'omubaka omukyala owa Disitulikit wa Busia mu palamenti eyomwenda (2011 to 2016).

Ebyafayo bye N'okusooma

Yazalibwa mu Disitulikit wa Busia mu buva'njuba bwa Uganda nga 06 sebo aseka 1984, maama we ye Mary Hadudu, maama w'abawala mwenda n'omulenzi omuo; Edward Wabudi, omukulembeze ku'kyalo. Yasomera Bubulo Girls School mu Mbale okuva ku siniya esooka paaka kuyo kuna (O-Level) ne Mbogo High School mu Kawempe gye yasooera siniya ey'okutaano neyo'mukaaga (A-Level). mu 2009, yatikirwa diguli e' Makerere University mu nkozesa y'abantu mulungereza gye bayiita (Bachelor of Human Resources Management).

Gyenvude we n'amaaka

Mu 2007, Nekesa yafumbirwa Charles Oundo, omukungu wa Uganda munsi ez'ebweru gweyali yasisinkana ng'akyasoomera Makerere Univasity era balina abaana babiri. mu 2011, yesimbawo era nawangula akalulu k'omubaka omukyala owa Busia ngali ku kakonge ka National Resistance Movement (NRM). Mu muzigo wa 2011, yalondebwa okubera minista wensonga za karamoja ng'azilopela minista w'ensonga za karamoja owokuntiko Janet Museveni.

Mu 2017, ya'yawukana ne bba Charles Oundo era mu ntenvu wa 2018, yafumbirwa Hajji Suleiman Lumolo Mafabi, omusubuzi akolera e' Mbale, mu buva'njuba bwa Yuganda. Omukolo gwabela mu maka gabwe e Muyenga mu Kampala.

Okufirwa ebifo byobufuzi

Mu musenene wa 2015 mu kalulu ko'kusunsula anakwatira NRM bendera mu kalulu ka boona, Oundo yafuna obululu 28,750 atte eyamudirira, Nina Irene Nekesa Wandera, yafuna obulului 25,443. Wandera yatwala okwemulugunya omukakiiko k'ebyokulonda nga agamba nti Oundo yagula mu bu'kyamu.

Mu kalulu k'okulonda ababaka mu 2016, Oundo yawangulwa Jane Nabulindo Kwoba, ng'ono yesimbawo nga talina kibiina. mu lukalala lwa ba'minista aba'gya olwafulumizibwa wofisi yo'mukulembeze we gwanga nga 6 sebo aseka 2016, Oundo yali talimu.

Ebijulizo

Tags:

Barbara Nekesa Oundo Ebyafayo bye NokusoomaBarbara Nekesa Oundo Gyenvude we namaakaBarbara Nekesa Oundo Okufirwa ebifo byobufuziBarbara Nekesa Oundo EbijulizoBarbara Nekesa Oundo

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

National Unity PlatformAssani BajopeAbiri mu emuLungerezaEkipulukoEnkakaEnsenkeKabaka wa BugandaSylvia NamutebiMeddie KaggwaOkugunja ebigambo(Conceptualisation)EndagabwolekeroVayiraasiVladimir PutinBarbara KaijaOLWEZATheodore SsekikuboBetty Awori EngolaEkyenda ekineneSsekalowooleza KawumpuliObuwangaaliro( Environment)Concepts necessary for Luganda Physics discourse on the Duality of natureEbitontome bya Charles Muwanga ebya SayansiEbikolwaRetrovirusEnnima ey'obutondeNigeriaJesu KristoAlex MukuluAmazziAkaziba ka ayidologyeni (hydrogen atom)Lowila CD OketayotEkiwandiiko Eky'abantu Bonna Ekifa ku Ddembe Ly'obuntoWarren County, MissouriSembuya Nalumu MaryOlupapula OlusookaPeruYugandaOkulima kasooliSheebah KarungiKendaEkitongole kya National Social Security Fund (Uganda)MasakaEntebbeTanzaniaPrince Wasajja KiwanukaBeninEsigalyakagoloSayansi omwekebezzi(Imperical science)Dorcus AcenBariyaamu(Barium)Ssappule y'abajulizi ba ugandaCatherine BamugemereireObulwadde bw'OkwebakaGambiaEnsengekera (System)🡆 More