Zzaabu

Gakuweebwa Charles Muwanga !!!Akaziba ka Zzaabu era kayitibwa Atomu za Zzaabu (Gold atom) mu Luganda .

Zzaabu (Gold) :

•akabonero : Au

•namba y'akaziba : 79

•Kiva mu kya lulattini aurum (zaabu). Mu kigereeso ky’abalooma, Aurora yali lubaali w’obudde obuwungeera (dawn)—nga olubaale lultunul nga kkala ya zaabu.


Akaziba ka Zzaabu kazitowa nnyo okusinga aka kkalwe, nga zaabu alina obukontanyo 79 n’obusannyalazo 79 mu buli kaziba(atomu).

Zzaabu muzito nnyo, ensonga lwaki emirangaatira gy’enjuba emimyufu tegisobola kumutondekawo okuyita mu “ngattiso za nyukiriya” (nuclear fusion). Engeri yokka ey’okutondeka zaabu nga omulangaatira gw’enjuba omumyufu gubwatuka okufuuka semufu (supanova).

Kino bwe kibaawo, tempulikya eziba waggulu ennyo mu kubwatuka, nga tempilikya zino ziba mu bikumi na bikumi bya bukadde bwa ddigiri, ziwaliriza atomu z’enjuba okwegattika awamu ne zitondekawo zaabbu ne atomu endala enzito ennyo nga yulaniyaamu. Zzaabu yenna mu bwengula yatondekabwawo mu kubwatuka kwa semufu kuno.

Kubanga zaabbu mugumu nnyo okukola, mu bwengula mulimu zaabbu mutono ddala okusinga bwe guli ne atomu eziwewuka nga k-mazzi, kaboni oba sirikoni. Olw’okuba zaabbu alabika bulungi, atwalibwa okuba nga wa muwendo nnyo.

Tags:

🔥 Trending searches on Wiki Luganda:

NigeriaDuval County, TexasOKUBULWA OTULOKaluleNepalMwendaMichael EzraBulungibwansiEnsolo LubbiraKandikaEnsengekera z'entababutonde(Ecological systems)EbyobuzimbeSea of AzovBbayo GgaasiOkusenga kw’ababundabunda mu Achol-PiiHima, USAHelsinkiKalusiyaamu (Calcium)BukiikakkonoKabojjaNabulagalaKisoziPallasoNzikiriza y'AbatumeEby'obutondeAchia RemegioEstoniaArgentinaEryokanga n’etonyaKilimanjaroEddagala lya ulcers ez'omulubutoRio de JaneiroEnkakaEbikolwaNnamusunaAisha SekindiEbyobuwangwa (Culture)Ssekabaka Daudi Cwa IIDdaazaLydia MugambeLipscomb County, TexasOmuntuNelson MandelaJohn Ssenseko KulubyaObulwadde bwa AnthraxEkitenderoDonald TrumpDorcus InzikuruEnsekkatiKalifuwaBuyonaaniEnseke n’ekifu ku maasoNamungina z'ebipimoFakikya (fact)Baltic SeaEthiopiaDdagala eriyitibwa Mwambala zitonyaAgago (disitulikit)Robin van Persie🡆 More